Ebyemizannyo

Olila High School bawangudde ekyabakyala

Ali Mivule

June 19th, 2017

No comments

Bya Ali Mivule

Aba Olila High School  bebanantameggwa b’ekikopo kya Uganda Cup ekyabakyala.

Olila yakubye  Gafford Ladies 3-1 ku penati oluvanyuma lw’okugwa amaliri 1-1 mu ddakiika 90.

Olila yavudde maliri okuwangula omupiira guno mu muzanyo  ogwanyumidde abalabi ku kisaawe kya Madibira Primary school playground in Busia district last evening.

Evelyn Kakayi  yeyasoose okuteebera  Gafford Ladies  wabula Cissy Nnatongo n’akuba eyekyenkanyi olwo negugweera mu penati.

 

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *