Amawulire

Ekirwadde kya Sickle cells kyongedde okutta amabujje

Ali Mivule

June 19th, 2017

No comments

Bya Damali Mukhaye Nga Uganda yegatta ku nsi yonna okukuza olunaku lw’ekirwadde kya Sickle cells, Minisitule y’ebyobulamu esabye bannayuganda bonna okwongera okutwala abaana baabwe abali wansi w’emyaka 2 okukeberebwa ekirwadde kino ki kattira. Okusinziira ku muwandiisi wenkalakalira  Diana Atwiine  ebibalo biraga nti abaana  25,000  buli […]

Nkyali Mulamu-Kayihura

Ali Mivule

June 19th, 2017

No comments

Bya Fredrick Musisi Kyaddaaki ssabapoliisi w’eggwanga Gen Kale Kayihura avuddemu omwasi ku mbeera y’obulamu bwe oluvanyuma lwabannayuganda okutandika okwebuuza nti ssabapoliisi aliwa nga abalala bagamba nti oli mulwadde muyi alinda ssaawa. kati Kayuhura yayogeddeko n’olupapuoa lwaffe olwa daily Monitor mu kibuga kya Turkey ekikulu ekya […]

Omuliro gusanyizzawo byabukadde

Ali Mivule

June 16th, 2017

No comments

Bya Malik Fahad Ebintu bya bukadde bisaanyewo oluvanyuma lw’omuliro okusanyawo ebibanda by’embaawo nebu kiosk obwenjawulo mu tawuni ye Lyantonde. Bino bibadde ku luguudo lwe Lumama nga era ebibanda 20 n’amaduuka gendabirwamu tegalutonze. Abatuuze bagezezzaako okuzikiza omuliro guno naye nga buteerere negusasanira mu bibanda byonna . […]

Abbye embuzi bamutidde ku kanisa

Ali Mivule

June 16th, 2017

No comments

Bya Ali Mivule Poliisi mu district ye Abim etandise okunonyereza ku batuuze abaatwalidde amateeka mu ngalo nebakkira omusajja gwebabadde baterereza okubba embuzi nebamuttira ku kanisa. Wetwogerera poliisi yakakwata abantu 5, okuli sentebe womuluka gwe Aremo John Pius Aupe, ssentebe we ggombolola ye Moruremu, Denis Orebo […]

Amasanga g’enjovu gabakwasizza

Ali Mivule

June 16th, 2017

No comments

Bya Ali Mivule Poliisi mu disitulikiti ye Mbale eriko abantu 3 bekutte nekilo z’amasanga g’enjovu 34 agabalirwamu obukadde 13 wamu n’ensimbi z’ebichupuli za 500,000. Bano baakwatiddwa ab’ekitongole kya poliisi ekya  Police flying squad nga bayambibwako ab’ekibiina ekilwanirira ebisolo byomunsiko ekya Natural Resource Conservation Network . […]

Omulala bamusudde ku kasasiro

Ali Mivule

June 16th, 2017

No comments

Bya Malik Fahad Poliisi ye Masaka eri ku muyiggo gwa maama kalittima eyagyemu olubuto olw’emyezi 5 omwana n’amusuula ku kasasiro. Bino bibadde mu katawuni ke  Kijjabwemi nga era omu ku batuuze Simon Ndyaguma agamba nabo kibabuuseko okusanga omwana ono kwekukubira poliisi essimu okukima omulambo. Atwala […]

KCCA ewangudde Uganda cup

Ali Mivule

June 16th, 2017

No comments

Bya Ali Mivule KCCA FC baawangudde ebikopo 2 mu sizoni emu omulundi gwaabwe ogusookedde ddala. Oluvanyuma lw’okuwangula liigi y’eggwanga, batabani ba Mike Mutebi baawangudde ne Uganda Cup oluvanyuma lw’okukuba Paidha Black Angels 2-0 mu Arua Muyizi tasubwa wa Uganda Cranes Geofrey Sserunkuma yeyasoose okuteeba mu ddakiika […]

Paasipooti zibuze

Ali Mivule

June 14th, 2017

No comments

Bya Nelson Wesonga Gavumenti etegezezza nga bwewaliwo ebbula lya paasipoota z;abantu babulijjo nga kati basooka kufa ku bagenda kujanjabibwa n’abo abafunye omukisa okugenda okusomera emitala w’amayanja. Okusinziira ku minisitule y’ensonga zomunda w’eggwanga  ebbula livudde ku nteekateeka y’okuba nti essaawa yonna bannayuganda baakutandika okukozesa paasipooti ziri […]

loole zigasse owa Premio

Ali Mivule

June 14th, 2017

No comments

Bya Michael Kakumirizi Waliwo omusajja akyatendereza Katonda n’okutuusa kati oluvanyuma lw’ekimotoka kya Fuso okuyingirira emmotokaye nekigifunyafunya wabula n’avaamu nga mulamu. Yahaya Ssekaggo abadde avuga Premio namba UAT 145D ki fuso ekibadde kyetisse ekimotoka ekisenda ettaka nekimutomera emmotokaye nekiginyigira ku kiloole ekibadde mu maaso. Bino byonna […]

Omuvubi bamusse lwamufaliso

Ali Mivule

June 14th, 2017

No comments

Bya Henry Lubuulwa Ate poliisi mu disitulikiti ye Kalangala ekyanonyereza ku musajja ow’emyaka 33 okutta omuvubi n’amubbako omufaliso gwe. Bino byabadde ku mwalo gwe Lutoboka nga era okusinziira ku beerabiddeko n’agaabwe bagamba baasanze omulambo gwa Arnold Muyanja mu kitaba ky’omusaayi . Bwebaagenze okwaza amaka g’omukwate […]