Amawulire

Omuliro gusanyizzawo byabukadde

Ali Mivule

June 16th, 2017

No comments

Bya Malik Fahad

Ebintu bya bukadde bisaanyewo oluvanyuma lw’omuliro okusanyawo ebibanda by’embaawo nebu kiosk obwenjawulo mu tawuni ye Lyantonde.

Bino bibadde ku luguudo lwe Lumama nga era ebibanda 20 n’amaduuka gendabirwamu tegalutonze.

Abatuuze bagezezzaako okuzikiza omuliro guno naye nga buteerere negusasanira mu bibanda byonna .

Aduumira poliisi ye Lyantonde  Tomas Oyo agamba omuliro guno gwandiba nga gwaavudde ku masanyalaze.

Agamba amaduuka gano gaali gaawayaringibwa bubi nga kyandiba nga kyekyavuddeko omuliro guno.

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *