Amawulire

Bassentebe e Mukono babanja

Ali Mivule

June 20th, 2017

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Ba ssentebe b’amagombolola e 15 agakola district ye Mukono bagumbye ku kitebbe kya district ye Mukono, okuva akawungeezi akayise okubanja ensimbi eziddukanya amagombolola zebagamba nti tezinabweebwa songa omwaka gwebyensimbi gugenda kuggwako. Bano nga bakulembeddwamu ssentebe ggombolola ye Kasawo, Badru Kafumbe bategezezza nti […]

Abaana ababundabunda okuva mu South Sudan bakoonye akakadde

Ali Mivule

June 20th, 2017

No comments

Bya Ali Mivule Nga Uganda yegatta ku nsi yonna okukuza olunaku lw’ababundabunda, abaana abasoba mu kakadde akalamba bebaakadduka mu ggwanga lya South Sudan bukyanga kulwanagana kubalukawo mu December  2013. Akulira ekitongole ky’abaana eky’ekitongole ky’amawanga amagatte ekya UNICEF mu buvanjuba n’obugwanjuba bwa Africa  Leila Pakkala agamba […]

Teri kukebera mutwe gwa Dr.Stella Nyanzi-Mulamuzi

Ali Mivule

June 20th, 2017

No comments

Bya Ruth Andera Munnabyanjigiriza Dr Stella Nyanzi asambira mabega nga Jjanzi oluvanyuma lwa kkooti okugoba okusaba kwabamuvuaana okusazaamu okweyimirirwakwe. Omuwaabi wa gavumenti Jonathan Muwaganya y’abadde ayagala Nyanzi addizibwe mu kkomera  kubanga yanyoomola akamu ku kaakwakulizo k’okweyimirirwa ku musango gw’okuyita omukulembeze w’eggwanga obutuuliro bweyayita abamuvunaana abantu […]

Bakansala ba KCCA batabuse lwatteeka lya loodi meeya

Ali Mivule

June 19th, 2017

No comments

Bya Damali Mukhaye Olukiiko lwa kanso ya KCCA luyiise oluvanyuma lw’abamu ku ba kansala b’amagombolola okutabuka nebanaabwe aba LC 5, Embeera okuva mu nteeko kiddiridde minisita omubeezi owa Kampala Benny Namugwanya okusomera kanso alipoota ya minisitule ye ku tteeka lya kampala erisala ku buyinza bwa […]

SK Mbuga tannafa

Ali Mivule

June 19th, 2017

No comments

Omusuubuzi  Sulaiman Kabangala amanyiddwa nga SK  Mbuga akyali ku kitanda mu ddwaliro lye Nakasero oluvanyuma lw’apikipiki okumukuba katono emutte. Mbuga nga y’omu ku bali mu kibinga ky’abamansa ssente ekya Rich Gang crew  y’abadde adda ewuwe e Buziga Pikipiki n’emuwa. Abamu babadde batandise okuyisa pokopoko nti […]

Alumiriza paasita Patrick Makumbi obufere bimubijidde

Ali Mivule

June 19th, 2017

No comments

Bya Ruth Andera Kkooti ye Makindye eyongeddeyo  ku  alimanda Joseph Mukasa Kato nga ono avunaanibwa kulebula musumba wa kanisa ya Gospel Healing Centre Lweza paasita Bishop Patrick Makumbi  nti mufere awedde emirimu era ebyamagero apangabipangirire. Omulamuzi  Allan Gakyaalo  ataddewo olwal nga 6 July 2017 okuddamu […]

E Nalufenya teri kutulugunya-Mudenya

Ali Mivule

June 19th, 2017

No comments

Bya Abubaker Kirunda Omu ku baakwatibwa ku musango gw’okutta eyali omwogezi wa poliisi mu ggwanga Andrew Felix Kaweesi awolerezza abapoliisi ye Nalufenya nti teri kutulugunya. Asuman Mudenya nga mutuuze ku kyalo Mwezi yakwatibwa nga Kaweesi kyajje atibwe. Oluvanyuma lw’okuyimbulwa, Mudenya agamba bweyali ku poliisi eno okumala […]

Poliisi erabudde eb’enganda za Kaweesi ku byokweyingiza mu bye nfa ye

Ali Mivule

June 19th, 2017

No comments

Bya Sam Ssebuliba Poliisi erabudde abamu ku benganda z’omugenzi  Andrew Felix kaweesi nga ono yeyali omwogezi wa poliisi mu ggwanga okukomya okweyingiza mu kunonyeereza kwa poliisi ku kutibwa kw’omuntu waabwe. Okusinziira ku poliisi abenganda mu kujjukira omugenzi baakunganye nga 17 Omwezi guno nebatandika okusonga ennwe […]

Olila High School bawangudde ekyabakyala

Ali Mivule

June 19th, 2017

No comments

Bya Ali Mivule Aba Olila High School  bebanantameggwa b’ekikopo kya Uganda Cup ekyabakyala. Olila yakubye  Gafford Ladies 3-1 ku penati oluvanyuma lw’okugwa amaliri 1-1 mu ddakiika 90. Olila yavudde maliri okuwangula omupiira guno mu muzanyo  ogwanyumidde abalabi ku kisaawe kya Madibira Primary school playground in […]

Mujib Kasule ali ku ssaala

Ali Mivule

June 19th, 2017

No comments

Bya Ali Mivule Akakaiiko ka FUFA akakola ku by’okulonda kakutuula olunaku lwaleero okusalawo ku nsonga z’ayagala okwesimbawo ku kifo ky’akulira FUFA Mujib Kasule ataasunsulibwa ku lwokutaano oluwedde. Ssentebe w’akakiiko kano  Samuel Bakiika  agamba Mujiba alina ebibulako bingi nga emikono gy’abaamusemba, obufaananyi n’ebirala ebibulamu. Ye Mujiba […]