Amawulire

Omuyizi eyaddukira mu kkooti afunye akaseko

Ali Mivule

August 28th, 2014

No comments

Omuyizi eyaddukira mu kkooti olw’okumumma okukola amateeka e Makerere afunye akaseko ku matama. Omulamuzi wa kkooti enkulu Yasin Nyanzi alagidde abe Makerere mu bwangu okuwa Jonny Murungi ekifo kubanga yatuukiriza gavumenti byonna by’eyagala Omuvubuka ono nga yali asomera Naalya SSS yawaaba abe Makerere lwakumumma koosi […]

Abatunda emmere babayodde

Ali Mivule

August 28th, 2014

No comments

Abatunda emmere abasoba mu 15 beebayoleddwa mu kibuga olunaku lwaleero Amyuka omwogezi wa KCCA, Robert Kalumb agamba nti abakyala bano bakwatiddwa lyakukolera mu bifo bijama Kalumba agambye nti bagaala abantu bano bave mu bifo ebikyaamu kubanga kati babateerawo obutale Bino bizze nga KCCA era yakaggala […]

Ettaka okunaddizibwa abe Bulambuli lirabise

Ali Mivule

August 28th, 2014

No comments

Gavumenti efunye yiika z’ettaka 2,800 okusengulirako abantu ababeera ku nsozi za Elgon Ettaka lino liridde obuwumbi munaana era nga lifuniddwa mu bitundu bye Bunambutye e Bulambuli Minisita akola ku bigwabitalaze, Hillary onek agambye nti balina essuubi nti ettaka lino lijaako abantu abasoba mu lukumi abayinza […]

Abe Masaka bagaala nsimbi ndala

Ali Mivule

August 28th, 2014

No comments

Ensimbi ezitamala zikyamesezza enteekateeka z’okutumbula empereeza ey’omulembe eri abalwadde mu ddwaliro lye Masaka Ng’alabiseeko mu kakiiko ka palamenti akakola ku mbalirira y’ensimbi z’omuwi w’omusolo, addukanya eddwaliro lye Masaka , Dr Florence Tugumisirize agambye nti wadde balina abalwadde bangi, ebikozesebwa bitono nga n’abakozi batono Tugumisirize agambye […]

Rooney ye Kaputeni wa Bungereza

Ali Mivule

August 28th, 2014

No comments

Muyizi tasubwa wa Manchester United Wayne Rooney alondeddwa nga kaputeni wa Bungereza omudda Rooney ow’emyaka 28 alondeddwa omutendesi wa Bungereza Roy Hodgson. Ono azze mu kifo kya munna Liverpool, Steven Gerrard eyalekulira oluvanyuma lwa Bungereza okuwandulwa mu mpaka z’ekikopo ky’ensi yonna Rooney yakateeba goolo 40 […]

Ekikulekule mu Buyindi

Ali Mivule

August 28th, 2014

No comments

Abasawo bakola kyonna ekisoboka okutaasa omwana eyazaaliddwa me feesi bbiri mu ggwanga lya Buyindi Omwana ono yazaalibwa nga 22 omwezi guno  era ng’embeera gy’alimu ssi ya bulijjo Omwana w’ekika kino tatera kuzaalibwa nga mu buli baana emitwalo 10 omu y’azaalibwa  era nga mu nsi yonna, […]

Okubala abantu kutandise- Museveni abaliddwa

Ali Mivule

August 28th, 2014

No comments

Wetwogerera nga kubala abantu kusaasanidde eggwanga lyonna, era nga enteekateeka zonna zigenda bukwakku mu buli kasonda ka ggwanga. Pulezidenti Museveni y’asoose okubalibwa Mu bitundu ebye Busoga , mu disitulikiti ye Kamuli okubala abantu kutandikidde mu lubiri lwa kyabazinga omuggya e Gabula. Twogedeko ne sentebe wa […]

Okubala abantu kwankya

Okubala abantu kwankya

Ali Mivule

August 27th, 2014

No comments

Eggwanga lisuze bulindala ng’okutandika okubala abantu kutandika olunaku olw’enkya. Okubala abantu kutandika kwakumala enaku 10 era nga government erabudde abo abanagaana okubalibwa nti bakuvunanibwa. Byo ebyokwerinda biywezeddwa okwetolola eggwanga lyona. Minister w’obutebenkevu mu ggwanga Muluuli Mukasa,  agambye nti mu district omuli obutalli butebenkevu, nga e […]

Abakozi ba MTN bawenjebwa lwa kubba mobile money

Abakozi ba MTN bawenjebwa lwa kubba mobile money

Ali Mivule

August 27th, 2014

No comments

Kooti eragidde abakozi ba kampuni ya MTN 2 bakwatibwa lwakunyaga ensimbi z’abantu obukadde 2.3 okuva kumukutu gwa mobile money. Muhammed Kajubi ne Alex Munyambabazi era bavunaniddwa okugala emikutu gya Mobile money mu bukyamu ngabayambibwako banabwe okuli Denis Kagabo, Rogers Maliga  ne Atim Harriet a omuyizi […]

Ssemateeka was basiraamu wa kukyuusibwa

Ssemateeka was basiraamu wa kukyuusibwa

Ali Mivule

August 27th, 2014

No comments

Abakulembeze b’abayisiramu batandise kawefube owokukyusa mu Ssemateeka afuga ediini y’obuyisiramu. Kino kidiridde akakiiko akakulira Prof, Tasis Kabwegyere akatekebwawo okutawuluza enkayana mu basiramu okulagira okukola ssemateeka omujja okulambika ediini y’obusiramu. Amyuka supreme Mufti we Kibuli Sheikh Muhamound Kibaate agambye nti ebiwali byombi ekye Kibuli ne Old […]