Amawulire

Omuyizi eyaddukira mu kkooti afunye akaseko

Ali Mivule

August 28th, 2014

No comments

Justice

Omuyizi eyaddukira mu kkooti olw’okumumma okukola amateeka e Makerere afunye akaseko ku matama.

Omulamuzi wa kkooti enkulu Yasin Nyanzi alagidde abe Makerere mu bwangu okuwa Jonny Murungi ekifo kubanga yatuukiriza gavumenti byonna by’eyagala

Omuvubuka ono nga yali asomera Naalya SSS yawaaba abe Makerere lwakumumma koosi y’amateeka ate nga yayita ebigezo byonna  kyokka nebamuwaamu byabusuubuzi

Abe Makerere baali beewozaako nga bagamba nti omuvubuka ono teyabakulembeza mateeka mu kusaba kwe nga y’ensonga lwaki baamuwa ebyobusuubuzi

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *