Amawulire

Basatu balumiziddwa mu kavuyo

Basatu balumiziddwa mu kavuyo

Ali Mivule

September 7th, 2015

No comments

Ba dereeva ba taxi basatu beebalumiziddwa mu kulwanagana okubaddewo nga KCCA yezooba n’abatikkira ku siteegi y’oku mini price mu kibuga Kampala. Okulwanagana kuno kuddiridde ekitongole kya KCCA okuwera emotoka zonna ezitikkira n’okujjamu abasabaaze mu paaka ne siteegi z’ekimpatiira. Abalumizidwa kuliko Joseph Kisambu nga mugoba wa […]

Mbabazi atuuse e Mbale- Poliisi yeswanta

Mbabazi atuuse e Mbale- Poliisi yeswanta

Ali Mivule

September 7th, 2015

No comments

Kyaddaaki eyali ssabaminisita w’eggwanga nga kati ayagala bwa pulezidenti   John Patrick Amama Mbabazi atuuse mu kibuga  Mbale wakati w’okwanirizibwa namunji w’omuntu n’obukwakkulizo eri poliisi . Poliisi  eggadde enguudo bbiri ezoolekera  Hotel Pretoria Mbabazi gy’asuubirwa okusisinkana mu bakakuyege be. Enguudo zino kuliko olwa Republic Street n’olwa […]

Mao ayagala bendera ya mukago

Mao ayagala bendera ya mukago

Ali Mivule

September 7th, 2015

No comments

Ssenkaggale w’ekibiina kya Democratic Party Norbert Mao azizzaayo empapula z’okwesimbawo ku bwapulezidenti ku tikiti y’omukago ogugatta ebibiina ebivuganya gavumenti ogwa the Democratic alliance .   Mao abadde awerekeddwaako ssabawandiisi w’ekibiina Mathias Nsubuga n’omubaka Isa Kikungwe. Azze akwataganye n’enkumbi ng’akabonero akalaga nti wa DP era nga […]

Laddu esse 30 mu Buyindi

Laddu esse 30 mu Buyindi

Ali Mivule

September 7th, 2015

No comments

Laddu esse abantu 32 mu ggwanga lya Buyindi. Enjego eno ebadde mu masaza okuli  Andhra Pradesh ne  Orissa. Abasinga laddu eno ebakubidde mu nnimiro oluvanyuma lw’enkuba okubasanga nga balima. Mu biseera by’enkuba laddu zikuba nyo abantu mu ggwanga lya Buyindi. Yo gavumenti eyongedde okulabula abantu […]

Enkuba egoyezza abe Agago

Enkuba egoyezza abe Agago

Ali Mivule

September 7th, 2015

No comments

Abatuuze mu disitulikiti ye Agago basigadde bafumbya miyagi oluvanyuma lwa namutikkwa w’enkuba okuleka nga asudde amayumba agasinga. Enkuba eno era esanyizzawo ennimiro z’entungo, omuwemba, ensuku z’amatooke n’ebirime ebirala mu gombolola ye  Parabongo . Ssentebe w’egombolola eno  Augustine Oryem ategezezza nga yiiki z’ebirimu ezisoba mu 400 […]

18 balumiziddwa mu kabenje

18 balumiziddwa mu kabenje

Ali Mivule

September 7th, 2015

No comments

Abantu 18  banyiga biwundu mu ddwaliro lye  Lacor  oluvanyuma lw’okugwa ku kabenje ka baasi mu gombolola Minakulu mu disitulikiti ya Oyam. Akabenje kano kaagudde ku luguudo oluva e Gulu okudda e Kamdini baasi ya kampuni ya Victory namba  UAT 596H ebadde edda e Juba bw’eseredde […]

Abayizi bazzeemu okusoma

Ali Mivule

September 7th, 2015

No comments

Nga olusoma  olwokusatu luguddewo mu butongole olwaleero bingi ebitanaterera. Mu disitulikiti ye Kamuli  abamu ku bakulu b’amasomero gabyesibye olwa gavumenti okulemererwa okubawereza ensimbi zabonna basome. Ssentebe w’abakulu b’amasomero mu disitulikiti eno Godfrey Samanya agamba amasomero agasinga tegalina bikozesebwa. Ategeezezza nga abatunda ebikozesebwa nga empapula nabo  […]

Teri kavuyo mu 2016- Aronda

Ali Mivule

September 7th, 2015

No comments

Minisita w’ensonga zomunda w’eggwanga General Aronda Nyakairima akakasizza bannayuganda nga eggwanga bweritayinza kugwamu butabanguko mu biseera by’okulonda omwaka ogujja. Nyakairima era alabudde emikutu gy’amawulire okukomya okusasanya amawulire g’obunkenke  mu bannayuganda nga gitgeeza nga okulonda okujja bwekugenda okubeeramu ebirumira. Agamba ebitongole ebikuuma ddembe byetegese bulungi kale […]

Temugaba ttaka lye Namulonge

Ali Mivule

September 7th, 2015

No comments

Abalwanyisa obuli bw’enguzi mu ggwanga baagala gavumenti yesonyiyire ddala eby’okugaba ettaka ly’ebyobulimi bw’eggwanga erye Namulonge. Ettaka lino lyali lyawebwa nagagga  Sudhir Ruparelia alimireko ebimuli.   Akulira ekibiina ekirwanyisa obukenuzi ekya  anti-corruption coalition Uganda nga ono ye Cissy Kagaba agamba ettaka lino lyankizo nyo  mu by’okunonyerezeza […]

Abalemesa ebinazi beetaga masasi- Museveni

Abalemesa ebinazi beetaga masasi- Museveni

Ali Mivule

September 7th, 2015

No comments

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Museveni atabukidde abantu bonna abagezaako okuwakanya enteekateeka y’okulima ebinazi mu disitulikiti ye Kalangala n’ategeeza nga bwebasaana okukubwa amasasi . Museveni okwogera bino abadde ku Kisaawe e Kibanga mu kwogerako eri abantu abenjawulo abaabadde bakungaanye oluvanyuma lw’okutongoza emirimu egikoleddwa mu disitulikiti  eno omuli […]