Amawulire

Akamyufu ka NRM ka leero

Akamyufu ka NRM ka leero

Ali Mivule

September 7th, 2015

No comments

Akakiiko k’ebyokulonda ak’ekibiina kya NRM olwaleero lwekatandika okutegeka  akamyufu kaba ssentebe b’ebyalo, abantu ab’ekikula ekyenjawulo ssaako n’abakulembeze b’ebyalo. Okulonda kuno kwalina okukwatibwa olw’okutaano oluwedde wabula olw’ebyensimbi okukaluba nekwongezebwayo okutuusa olwaleero. Ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda  ak’ekibiina Dr Tanga Odoi agamba okulonda kwakutandikira mu bitundu by’e Karamoja ate […]

Akabenje mu Brazil kasse 15

Akabenje mu Brazil kasse 15

Ali Mivule

September 7th, 2015

No comments

Mu ggwanga lya Brazil abantu 15 bafiiridde mu kabenje ka baasi eremeredde omugoba waayo neyevulungula enfunda mu kibuga kye Paraty. Abantu abalala 30 bbo baddusiddwa mu ddwaliro nga bai mu mbeera mbi nga era enyonyi zezibayambye okubaddusa mu malwaliro.   Baasi eno okusinga ebaddemu balambuzi […]

Abayizi abagaal okwewola beyongedde

Abayizi abagaal okwewola beyongedde

Ali Mivule

September 7th, 2015

No comments

Omuwendo gw’abayizi abeyongera okusaba okuwolebwa ensimbi z’okweyongerayo okusoma mu matendekero agawaggulu gwongedde okwelalikiriza abagaddukanya.   Abayizi abasoba mu 4600 kati bebakasaba ensimbi zino sso nga gavumenti eyagalako 1200 bokka.   Akulira enteekateeka eno mu matendekero gano  Michael Wanyama agamba olukiiko lwakulembera lwakutuula wiiki ejja okusengejja […]

Tetuvunaana bafirika bokka- Kkooti

Tetuvunaana bafirika bokka- Kkooti

Ali Mivule

September 7th, 2015

No comments

Kkooti y’ensi yonna yeganye ebigambibwa nti eriwo kuvunaana bakulembeze ba Africa bokka. Omukwanaganya wa kkooti eno mu Uganda ne Kenya Maria Kamara ategezezza nga kkooti eno bweliwo okukuuma abatusibwako ebokolobero . Omukulembeze w’eggwanga azze alumba kkooti eno okulemererwa okukwata ku bakulembeze abalala abakola ebikolobero nebadda […]

Mao anajjayo empappula

Mao anajjayo empappula

Ali Mivule

September 7th, 2015

No comments

Ye ssenkaggale w’ekibiina kya DP  Norbert Mao olwaleero asuubirwa okujjayo empapula z’okwesimbawo ku tikiti y’omukago gwa Democratic Alliance nga guno gwegugatta ebibiina ebivuganya gavumenti. Mao empapula zino y’alina okuzigyayo ku lwokutaano wabula n’awabulwa ab’omukago okuzigyayo amakya galeero. Omu ku baddukanya omukago guno  Peter Ssempijja agamba […]

Mbabazi ali Mbale

Mbabazi ali Mbale

Ali Mivule

September 7th, 2015

No comments

Eyali ssabaminisita w’eggwanga  nga kati ayagala bwa pulezidenti  John Patrick Amama Mbabazi olwaleero lwatandika okwebuza ku balonzi . Mbabazi asuubirwa okwolekera  Mbale olvanyuma ayolekere  Kapchorwa, Soroti ne  Jinja ku lwokuna. Omwogezi wa Mbabazi  Josephine Nkangi ategezezza nga bwebagenda okukuba enkungaana nga era basubira abantu abasoba […]

Okukuza olunaku lw’okunaaba mungalo

Okukuza olunaku lw’okunaaba mungalo

Bernard Kateregga

September 4th, 2015

No comments

Nga eggwanga lyetegekera okukuza olunaku lw’okunaaba mungalo mu nsi yonna, gavumenti esabiddwa okwongera amaanyi mu kumanyisa abantu akalungi akali mu kunaaba mu ngalo ne sabbuuni. Kiddiridde abaana okwongera okufa endwadde eziva ku buligo bw’obukyafu lwabutanaaba ngalo. Omukwanaganya w;enteekateeka etumbula okunaaba mungalo mu ggwanga eya Hand […]

Abazigu babye omukadde 16.

Abazigu babye omukadde 16.

Bernard Kateregga

September 4th, 2015

No comments

Abazigu ababadde babagalidde n’emmundu bakubye omusajja amasasi agamutiddewo bw’abadde agezaako okubalmesa okubba ensawo ya mwanyina omubadde omukadde 16. Bino bibadde wali mu zooni ya Kevina e Nsambya. Aron Owmungu Buganda wa Ruth Ninsiima akola ku mobile Money y’akubiddwa amasasi mu kifuba oluvanyuma abatemu nebabukira bodaboda […]

Prof Bukenya azizzayo empapula z’okwesimbawo

Prof Bukenya azizzayo empapula z’okwesimbawo

Bernard Kateregga

September 4th, 2015

No comments

Eyali omumyuka w’omukulembeze w’eggwanga Prof Gilbert Bukenya azizzayo empapula z’okwesimbawo mu kamyufu k’anakwatira omukago ogugatta ebibiina ebivuganya gavumenti ogwa Democratic Alliance mu kulonda kw’omwaka ogujja. Empapula azizizza ku ofiisi z’omukago e Kololo. Bukenya y’asoose okuzzaayo empapula zino nga eggwanga lyetegekera akalulu ka 2016. Foomu zino […]

Ba Namawulire balabudde

Ba Namawulire balabudde

Bernard Kateregga

September 4th, 2015

No comments

Ekibiina ekirera eddembe lyanamawulire mu gwanga ekya Human Rights network for Journalists kilabudde ebitongole ekikuuma ddembe naddala poliisi ne banabyabufuzi obutatyoboola ddembe lyabamawulire mubiseera byokulonda. Omumyuka wakulira HRNJ, Johnson Mayamba alabudde ku bikolwa ebinyigiriza abamawulire nawera nti bbo ngekitongole betegese okulwana na buli omu atagoberere […]