Amawulire

Laddu esse 30 mu Buyindi

Laddu esse 30 mu Buyindi

Ali Mivule

September 7th, 2015

No comments

File Photo: Laddu esse abantu mu Buyindi

File Photo: Laddu esse abantu mu Buyindi

Laddu esse abantu 32 mu ggwanga lya Buyindi.

Enjego eno ebadde mu masaza okuli  Andhra Pradesh ne  Orissa.

Abasinga laddu eno ebakubidde mu nnimiro oluvanyuma lw’enkuba okubasanga nga balima.

Mu biseera by’enkuba laddu zikuba nyo abantu mu ggwanga lya Buyindi.

Yo gavumenti eyongedde okulabula abantu mu bitundu ebitali bimu okwegendereza enyo mu biseera by’enkuba bewale ebifo laddu mwetera okukuba.