Amawulire

Mbabazi siwakutuuka Buvuma

Mbabazi siwakutuuka Buvuma

Ali Mivule

December 7th, 2015

No comments

Munnakisinde kya Go Forward nga yesimbyewo ku bukulembeze bw’eggwanga Amama Mbabazi asazizzamu enkungaana ze mu disitulikiti y’e Buvuma. Mbabazi abadde wakukuba enkungaana 2 olumu e Buvuma ne Buikwe nga kati asigazza Buikwe wokka. okusinziira ku nteekateeka empya  Mbabazi wakukuba olukungaana lwe olusooka ku kisaawe kya […]

Mumbuulire abagaba ssente mu kalulu- Kaliisoliiso

Ali Mivule

December 7th, 2015

No comments

Kaliisoliiso wa gavumenti asomozezza abantu bonna abalina amawulire ku bannabyabufuzi abagulirira abalonzi bagaweeyo eri poliisi babanonyerezeko.   Bino webijidde nga waliwo okwemulugunya ku bannabyabufuzi abagulirira abalonzi n’ebintu ebikalu wamu n’ensimbi nga betegekera akalulu ka 2016.   Kati kaliisoliiso  Irene Mulyagonja  agamba yadde nga wabaddewo okwemulugunya […]

Roboti enalwanyisa abatujju ezze

Roboti enalwanyisa abatujju ezze

Ali Mivule

December 5th, 2015

No comments

Gavumenti ya America eriko ebikozesebwa by’egemulidde amaggye ga kuno okulwanyisa obutujju. Mu bino mulimu ebyuma bi kalimagezi enkola ya roboti. Mu kiwandiiko ekifulumiziddwa ekitebe kya America kuno, ebyuma bino ebibalirwaamu akawumbi kamu mu obukadde 3000 byakuyamba okunyweza ebyokwerinda mu ggwanga Roboti eyogeddwaako nti esobola okutegulula […]

Abasunsuddwa balabuddwa ku mateeka

Abasunsuddwa balabuddwa ku mateeka

Ali Mivule

December 5th, 2015

No comments

Akulira eby’okulonda mu disitulikiti ye Masaka alabudde abasunsuddwa okuganya bubaka bwa palamenti obutatandika kampeyini ngobudde tebunatuuka. Nathan Nabasa agamby abamu batandise dda atenga tebanakaanya naku ngeri kampeyini gyezirina okukwatibwamu. Ategezezza nti kino kimenya mateeka nasaba bonna okuleeta entekateeka zaabwe mu butongole obutasukka ku Bbalaza. Abantu […]

Bwanika wakuzza omulambo gwa Amin

Bwanika wakuzza omulambo gwa Amin

Ali Mivule

December 5th, 2015

No comments

Eyesimbyewo kubwa namunigina okuvuganya kubwa president professor Venacious Baryamureeba akyusizza mu nkola yokunoonyamu akalulu okuva ku nkola yokukuba enkungaana. Ono kati abantu abalumba mu bifo gyebakolera, nga kino kyalabiddwako ngali e Kyenjojo, Kabarole, Ntoroko nemu districts ye Bundibugyo. Bwabadde ayogerakop ne banamawulire mu woteeri ya […]

Mbabazi talutumiddwa mwana ewa Kyabazinga

Mbabazi talutumiddwa mwana ewa Kyabazinga

Ali Mivule

December 5th, 2015

No comments

Emikolo gy’okukuza nga bwegiweze emyaka 2 bukyanga Kyabazinga wa Busoga Gabula Nadiope alondebwa giyimiriddemu oluvanyuma lw’eyali ssabaminisita Amama Mbabazi okujabuulira Mbabazi yayimirizzaamu kampeyini ze okusooka okwetaba ku mikolo gino kyokka nga gibadde gikyagenda mu maaso, n’asituka okweyongerayo ne kkampeyini ze . Abantu ababadde ku mikolo […]

Wuuno abadde atulugunya abakyala

Wuuno abadde atulugunya abakyala

Ali Mivule

December 4th, 2015

No comments

Mu ggwanga lya Bungereza, omusajja eyefuula nti alina amaanyi g’ejawulo n’akozeesa akakisa kano okukaka abakyala omukwano gumusse mu vvi Aravindan ow’emyaka 75 yatulugunya nga abagoberezi be ate nga yye muwala we eyali awakanya by’akola yamuggalira mu nju okumala emyaka 30 okwo kw’ossa n’okumutulugunya. Ono asingisiddwa […]

Temutuma sejusa- Kkooti

Ali Mivule

December 4th, 2015

No comments

Kkooti enkulu mu kibuga eyimirizza amaggye okusindika Gen David Ssejusa ku mulimu gwonna ng’akiikirira amaggye. Kiddiridde omuwandiisi wa kkooti Festo Nsenga okuyisa ekiragiro ekikwata Gen Sejusa  olw’okwetaba mu byobufuzi n’okunyooma ebiragiro by’amaggye. Ssejusa yawaaba mu kkooti ng’agamba amaggye nga agamba nto gagaanye okumuta okukola ebibye […]

Lukwago waddembe okukuba enkungaana- Kakiiko

Ali Mivule

December 4th, 2015

No comments

Akakiiko akalondesa kakkirizza loodimeeya Erias Lukwago okugenda mu maaso n’enkungaana ze Lukwago olwaleero yesozze akafubo n’akulira akakiiko Eng Badru Kiggundu oluvanyuma lw’olukungaana lwe olwasooka okulinnyibwaamu eggere. Lukwago agambye nti wabula ate akakiiko kamusabye okukuba enkungaana ng’agoberera ebiragiro bya poliisi kale nga talina nnyo ssuubi nti […]

Abali mu nkalala beebajja okulonda

Ali Mivule

December 4th, 2015

No comments

Akakiiko akalondesa  kagamba nti ssi kituufu nti abo bokka abalina endagamuntu beebajja okulonda Ng’ayogerako eri bannamawulire, akulira akakiiko Eng Badru Kiggundu agamba nti bakukozesa lukalala lwa balonzi mu kalulu akajja. Asabye abantu okuba abagumu kubanga bakulonda kavuna babeera ku lukalala.