Amawulire

Omubaka akooye empewo

Omubaka akooye empewo

Ali Mivule

February 9th, 2016

No comments

Omubaka omukyala ow’e Iganga Olivia Kwagala aneneyezza abasajja obutamugambako n’atuusa n’olunaku olwaleero nga talina abikka. Kwagala nga ali mu kunoonya kalulu kamuzza mu ntebe agamba abasajja bekwata omusobooza tebamusiiyako sso nga ye talina agamba. Agamba nga omukulembeze agezezaako okusikiriza abasajja bamusuuleyo akagambo afune daali anamukuba […]

Besigye agumizza abe Oyam- teri kubba kalulu

Besigye agumizza abe Oyam- teri kubba kalulu

Ali Mivule

February 8th, 2016

No comments

Akutte bendera ya FDC ku bukulembeze bw’eggwanga Dr Kiiza Besigye akakasizza abalonzi mu disitulikiti ye Oyam nti abavuganya betegese okuwangula gavumenti eri mu ntebe era ng’akakiiko akalondesa tekajja kulangirira mulala. Ng’ayigga akalulu mu bitundu bye Oyam, Dr Besigye agambye nti akalulu tekasobola kubbibwa ssinga buli […]

Museveni asimbudde emijoozi

Museveni asimbudde emijoozi

Ali Mivule

February 8th, 2016

No comments

Pulezidenti Museveni asuubizza okuteekawo embeera enasobozesa bamusiga nsimbi okuddukanya emirimu gyaabwe. Kino pulezidenti agambye nti kyakuyamba okutondawo emirimu naddala eri abavubuka. Bino Museveni abyogeredde ku kkampuni ya Fine Sina Uganda Limited ng’eno ekola emijoozi gy’esindise mu Denmark, United Kingdom, Norway ne Germany. Kkampuni eno y’ekola […]

Temulonda babawa ssente- Katikkiro

Ali Mivule

February 8th, 2016

No comments

Kamala byonna wa Buganda owek. Charles Peter Mayiga asabye abantu okwewalira ddala bannabyabufuzi ababagabira ensimbi Ng’aggulawo Olukiiko lwa Buganda olusoose okutuula mu mwaka guno,kamalabyonna agambye nti abagaba ensimbi beebatalina busobozi Agambye abantu bakimanye nti babbeyi tebalina kugulibwa bu ssente butalimu nsa. Mu ngeri yeemu asabye […]

Aba NRM bayomba

Aba NRM bayomba

Ali Mivule

February 8th, 2016

No comments

Abakulembeze n’abakunzi  b’ekibiina kya NRM e Masaka batiisizza okukyabulira olw’okulemererwa okusisinkanamu pulezidenti Museveni. Bano balumiriza abakulira NRM ku disitulikiti okubalemesa okusisinkanamu abakwatidde bendera ku bwapulezidenti, Nga bakulembeddwamu ssentebe w’abavubuka ku disitulikiti Rogers Buregeya, abavubuka bano kati bawadde abakulembeze baabwe ennaku 4 zokka okukola ku nsonga […]

Babiri bafiiridde mu kabenje

Babiri bafiiridde mu kabenje

Ali Mivule

February 8th, 2016

No comments

Abantu 2 bafudde n’abalala 11 nebabuuka n’ebisago ebyamanyi mu kabenje akagudde wali e sseguku ku luguudo lw’Entebbe. 11 bano bali ku bitanda e Mulago sso nga 2 abafudde tebanategerekeka era emirambo gitwaliddwa mu ggwanika. Omu ku basimatuse akabenje kano  Tony Katumba agamba akabenje kavudde ku […]

Engo erumbye essomero

Engo erumbye essomero

Ali Mivule

February 8th, 2016

No comments

Mu ggwanga lya Buyindi engo eyingidde essomero n’erumya abantu 6. Bino bibadde mu kibuga Bangalore nga era ababadde bagezaako okugikwata belumyelumye. Engo eno esatizza ab’essomero lya Vibgyor International school wabula oluvanyuma nebagikuba empiso eyebasa nebagikwata okugitwala mu kkuumiro ly’ebisolo. Engo okulumba abantu mu buyindi ssikipya […]

Bamukutte lwa busiyazi

Bamukutte lwa busiyazi

Ali Mivule

February 8th, 2016

No comments

Poliisi ye Kabale eriko omuvubuka ow’emyaka 20 gwekutte lwabusiyazi. Kigambibwa nti Naboth Mujulizi  omutuuze ku kyalo Mukansiru y’akwatiddwa nga ali ku kalenzi akatanetuuka akavuga olupanka. Akalenzi kano kagamba nti kaabadde katumiddwa ku dduuka mu katawuni akali okumpi, omuvubuka n’akazindukiriza nga kaddayo eka n’agyayo akambe n’akatiisa […]

Ekisinga obukulu mu kulonda kaadi

Ekisinga obukulu mu kulonda kaadi

Ali Mivule

February 8th, 2016

No comments

Akakiiko k’ebyokulonda katangazizza ku Muntu by’alina okubeera nabyo nga agenda okulonda. Kino kiddiridde abantu abenjawulo okwemulugunya ku kiki kyebalina okulagayo nga bagenda okusuula akalulu kaabwe. Kati amyuka omwogezi w’akakiiko k’ebyokulonda Paul Bukenya agamba ekisinga obukulu ku lunaku lw’okulonda  ye ndagamuntu. Wabula  asambazze ebigambibwa nti atalina […]

Mabirizi ategese okulonda kw’okwegezaamu

Mabirizi ategese okulonda kw’okwegezaamu

Ali Mivule

February 8th, 2016

No comments

Eyesimbywewo ku lulwe ku bwapulezidenti Joseph Mabirizi ali mu nteekateeka zakutegeka kulonda okwokwegezaamu nga 12 olwokutaano luno nga eggwanga lyetegekera okulonda okutongole nga 18.   Mabiriizi ono agamba okulonda kw’ategeka kuli mu disitulikiti 8 okuli Kampala, Masaka, Mbale, Jinja, Mbarara, Hoima, Arua ne  Gulu nga […]