Amawulire

Museveni y’asinga okukolebwaako amawulire- alipoota

Museveni y’asinga okukolebwaako amawulire- alipoota

Ali Mivule

February 11th, 2016

No comments

Okunonyereza okukoleddwa kulaga nti pulezidenti Museveni y’asinze okwegazaanyiza ku mikutu gy’amawulire egy’ampappula , zireereetu ne terefayina Bino bifulumizidde mu alipoota ekoleddwa ab’ekibiina kya African Centre for Media Excellence ku ngeri bannamawulire gyebakozeemu emirimu gyaabwe. Museveni addibwaako Amama Mbabazi ate Dr Kiiza Besigye n’addako awo ku […]

Besigye ayuguumizza Kajjansi n’ebifo ebirala

Ali Mivule

February 11th, 2016

No comments

Akutte bendera ya FDC ku bukulembeze bw’eggwanga Dr Kiiza Besigye agamba nti abakulembeze abagaala okwekkusa bokka beebasinze okukonzibya ebyenfuna by’eggwanga. Ng’ayigga akalulu mu kitundu kye Makindye Ssabagabo, Besigye agambye nti abakulembeze bangi bafa ku mbuto zaabwe era bamalirizza nga babbye ensimbi za gavumenti. Anokoddeyo ekitongole […]

Olw’okubiri lwa kuwummula

Olw’okubiri lwa kuwummula

Ali Mivule

February 10th, 2016

No comments

Gavumenti erangiridde olunaku lw’okubiri ssabbiiti ejja lwakuwummula. Ekiwandiiko ekivudde eri minisita akola ku nsonga z’abakozi ba gavumenti era amyuka ssabaminisita asooka Henry Kajura y’alangiridde nga ku lw’okubiri bweruli olw’okuwummula. Olunaku luno lwalangirirwa gavumenti ng’olukulu buli mwaka okujjukira ssabasumba wa Kampala Janan Luwum. Ono yattibwa ku […]

Gavumenti yakumalawo ekibba ttaka

Gavumenti yakumalawo ekibba ttaka

Ali Mivule

February 10th, 2016

No comments

Gavumenti ya NRM yeeyamye okumalawo enkaayaana z’ettaka mu ggwanga. Ng’ayogerako eri abawagizi be e Nakawuka mu disitulikiti ye Wakiso, Museveni agambye nti abantu abali ku ttaka lya gavumenti bangi abanonyebonye nga basengulwa nga kino kirina okukoma. Agambye nti gavumenti wakussaawo ensawo enayamba abantu okufuna ebyaapa […]

Kkooti egaanye okuyimbula muka Kasiwukira

Kkooti egaanye okuyimbula muka Kasiwukira

Ali Mivule

February 10th, 2016

No comments

Kkooti enkulu egaanye okuyimbula Namwandu w’omugenzi Kasiwukira Sarah Nabikolo. Omulamuzi Wilson Masalu Musene ono amusabye okulinda olutuula lwa kkooti oluddako nga lwakutandika nga 29 omwezi gw’okubiri. Nabikolo ne banne ababiri bagambibwa okwekobaana nebatta omugagga  Eria Bugembe ng’ono yali amanyiddwa nga Kasiwukira. Guno gwemulundi ogw’okubiri nga […]

Enyiriri ng’abantu bakima densite zaabwe

Enyiriri ng’abantu bakima densite zaabwe

Ali Mivule

February 10th, 2016

No comments

Nga ebula ennaku munaana okutuuka ku lunaku lw’akalulu, abantu abawerako basimbye enyiriri empanvu okuva ku makya nga balinda okuweebwa endagamuntu zaabwe. Mu  Kira town council abasinga bagumidde akasana wabula nga zigabibwa kasoobo nga era abamu betwogeddeko nabo bagamba okuva enkoko bweyakokolimye nga bali awo balinze […]

Besigye akunze abantu okuba obumu

Besigye akunze abantu okuba obumu

Ali Mivule

February 10th, 2016

No comments

Eyesimbyewo ku tikiti ya FDC  Dr Kiiza Besigye asabye abalonzi okubeera obumu bwebaba bakutukiriza ekilubirirwa kyabwe ekyenkyukakyuka mu ggwanga. Nga ayogerako n’abawagizi be e Kibuli ku dipo y’essundiro ly’amafuta eya Total, Besigye ategezezza nga ab’oludda oluvuganya gavumenti bwebasanye  okwegatta okuleetawo enkyukakyuka esaanidde.   Bessigye asabye […]

Emotoka ezireetebwa kuno zitankanibwa

Emotoka ezireetebwa kuno zitankanibwa

Ali Mivule

February 10th, 2016

No comments

Ekitongole ekiwooza ky’omusolo mu ggwanga  wamu n’ekitongole ekinonyereza ku misango okuva mu ggwanga lya Bungereza bakwongera okwetegereza emmotoka ezileetebwa wano mu Uganda. Kino kiddiridde ekikwekweto ekyakolebwa omwaka oguwedde emmotoka 24 nezizuulibwa nti zabibwa nezitikibwa okuleetebwa wano mu Uganda.   Omu ku bavunanayizibwa ku byamaguzi ebiyingira […]

Omusirikale yesse

Ali Mivule

February 10th, 2016

No comments

Waliwo omuserikale wa poliisi eyesse mu disitulikiti ye Bukedea.   Omulambo gwa Ronald Wamatoi nga akolera ku poliisi ye Bukedia gusangiddwa nga gulengejera ku muti emabega w’essomero lya Bukedea Senior Secondary School.   Omwogezi wa poliisi mu  East Kyoga Juma Hassan Nyene, Wamatoi nga abadde […]

Abaziyiza emisango bakukkulumye

Ali Mivule

February 10th, 2016

No comments

Abaziyiza emisango mu bitundu by’e Masaka bavudde mu mbeera lwa poliisi kugaana kubawandiika nga abaserikale abajuvu Bano bagamba batandika okukola nga abaziyiza emisango oluvanyuma lw’okubasuubiza nti bakuyingizibwa mu poliisi wabula kati balaba byandiba nga byonna byooya byanswa.   Omu ku baziyiza emisango Musa Mukumirizi  agamba […]