Amawulire

Okulonda kutandiise mu bitundu bye gwanga ebyenjawuulo

Okulonda kutandiise mu bitundu bye gwanga ebyenjawuulo

Bernard Kateregga

February 18th, 2016

No comments

Okulonda kutandiise mubitundu bye gwaga ebyenjawuulo mu mirembe wadde mu bintu bimu kubande obuvuuyo obwenjawulo E Nabweru obukonge batuteyo bwe’Nakasongora

Okulonda mu kampala tekunatandiika mubifo ebimu

Okulonda mu kampala tekunatandiika mubifo ebimu

Bernard Kateregga

February 18th, 2016

No comments

Okulonda mu bitundi ebimu mu Kampala tekunadandiika olwe bikozesebwa mu kulonda okukuba nga tebinatuuka naye nga nebitundu bye gwanga ebye njawuulo nabyo okulonda tekunatandiika lwabikozesebwa obutabawo

Bannadiini balabudde ku bululu

Bannadiini balabudde ku bululu

Ali Mivule

February 17th, 2016

No comments

Akakiiko akataba amadiini agatali gamu aka inter religious council kasabye abantu okukozesa eddembe lyaabwe eribaweebwa ssemateeka nga balonda bebaagala kyokka mu birembe. Mu kiwandiiko ky’awamu ekisomeddwa mufti wa Uganda Sheikh Shaban Mubajje,bannaddiini bagambye nti bannansi balina okussa ekitiibwa mu bululu ate era bamanye nti ssi […]

Okugaba obupappula kwongezeddwaayo

Okugaba obupappula kwongezeddwaayo

Ali Mivule

February 16th, 2016

No comments

Akakiiko akalondesa kongezezzaayo obudde bw’okugabira abantu obupappula okuli ebifo gyebalondera Okugaba obupapula buno kwaali kwakukoma ku ssande kyokka nga nakati kugenda mu maaso. Omwogezi w’akakiiko k’eby’okulonda Jotham Taremwa agambye nti obupappula buno bwakugabwa okutuuka ku ssaawa envanyuma. Asabye abatannaba kubufuna okusigala nga bakikola.

Temuggya kututiisatiisa- Mbabazi

Temuggya kututiisatiisa- Mbabazi

Ali Mivule

February 16th, 2016

No comments

Eyesimbyeewo ku bukulembeze bw’eggwanga John Patrick Amama Mbabazi alabudde poliisi ku kulemesa abantu okubaawo mu kulonda kwonna nga bamaze okusuula kalulu. Mbabazi asabye abawagizi be obutava webalondera okutuuka ng’omuwanguzi alangiriddwa Ng’ayogerako eri bannamawulire mu maka ge e Kololo, Mbabazi agambye nti abalonzi balina eddembe okugoberera […]

Besigye awaze

Besigye awaze

Ali Mivule

February 16th, 2016

No comments

Akutte bendera ya FDC ku bukulembeze bw’eggwanga Dr Kiiza Besigye agamba nti tewali kigenda kubayigula ttama yadde okubamalamu amaanyi okulwanirira enkyukakyuka Besgye ng’asinziira mu maka ge agambye nti amaanyi amangi agakozesebwa ku bantu tegetaagisa era galina okukoma. Asaasidde ab’enganda z’omuvubuka eyattiddwa  n’amuyita omuzira eyafiiridde mu […]

Abenganda babanja mirambo gyaabwe

Abenganda babanja mirambo gyaabwe

Ali Mivule

February 16th, 2016

No comments

Ab’enganda z’abantu abagambibwa okuttibwa mu kavuyo akaabadde e Wandegeya bagumbye ku ggwanika e Mulago nga bagaala mirambo gyaabwe. Bano bagamba nti abantu baabwe battiddwa olunaku lwajjo emirambo gyaabwe negitwalibwa mu ggwanika. Twogeddeko n’omu ku bano atatuukirizza mannya ge ng’agamba nti muganda we Daniel Nsubuga bamukubye […]

Emirimu gisanyaladde mu kibuga

Emirimu gisanyaladde mu kibuga

Ali Mivule

February 15th, 2016

No comments

Emirimu gisanyaladde mu bitundu ebiriraanye akatale ka Kisekka ne mu katale kenyini. Poliisi eggadde oluguudo lwe Kyaggwe nga luno lweluyita ku Eqautorial mall okutuukira ddala eri wansi nga teri wa bigere yadde motoka ekkirirayo Kino kikoleddwa oluvanyuma lwa poliisi okufuna amawulire nti waliwo abagaala okwekalakaasa […]

Besigye akwatiddwa

Besigye akwatiddwa

Ali Mivule

February 15th, 2016

No comments

Omukka ogubalagala gunyoose nga poliisi ekwata akutte bendera ya FDC ku bukulembeze vw’eggwanga Dr Kiiza Besigye. Besigye akwatiddwa bw’abadde ku kawefube we okuyigga akalulu mu masekkati g’ekibuga era nga bw’atuuse wali ku bitaala bya Jinja road, poliisi n’emusalako. Wano abantu bagezezzaako okugiremesa okumutwala era ekiddiridde […]

Burundi erina okudda ku mulamwa

Burundi erina okudda ku mulamwa

Ali Mivule

February 15th, 2016

No comments

Abakulu mu mukago ogutaba obuvanjuba bwa Africa bategeezeza nga bwebali abamalirrivu okulaba ng’egwanga lya Burundi liddamu okuloza ku mirembe Ssabawandiisi w’omukago guno Dr Richard Sezibera  era awakanyizza  ebizze byogerwa nti omukago gwandiba nga ebya burundui byaguvaako dda , ekiviiriddeko abantu okugenda mu maaso nga batingana […]