Amawulire
Besigye, Muwanga Kivumbi bakwatiddwa
Eyali akulira ekibiina kya FDC, Dr Kiiza Besigye n’omubaka we Butambala Muwnaga Kivumbi bakwatiddwa Besigye akwatiddwa nkya ya leero nga yakafuluma amaka ge e Kasangati. Poliisi ng’eduumira Afande Chemonges temukkirizza yadde okumalako awaka we n’emuyoola Mu kadde kano akuumirwa ku poliisi y’oku luguudo lwe Kiira […]
Poliisi ezinze amaka ga meeya
Poliisi yeebulunguludde amaka ga loodi meeya Erias Lukwago. Kino kigendereddwaamu kumutangira kukuba lukungaana e Kawempe ng’eno nno olukiiko olwasooka okukubwaayo lwagwa butaka. Kigambibwa okuba nga poliisi eno ezze n’ekiwandiiko ekitegeeza meeya ng’ekifo w’abadde agenda okukuba olukungaana nanyini kyo bw’abadde tabawadde lukusa era nga yasabye […]
Baasi ezidda e Kenya ziyimiriziddwa
Nga Bannakenya bakyagenda mu maaso n’okulonda ,baasi ezigenda mu ggwanga lino ziyimiriziddwa okusabaaza abantu. kino kirese abantu abawera naddala abo abagenda okusuubula nga bataataganyiziddwa KKampuni nga Kampala coach, Elgon Flyer, Gaaga ne Kaliita zonna tezisabaaza bantu mu kadde kano Maneja wa Kaliita, Abdu Alodo ,bakuddamu […]
Mu Kenya kulonda
Okulonda mu ggwnaga lya Kenya kugenda mu maaso ng’abeesimbyeewo babiri bamaze okusuula akalulu. Kuno bano kwekuli Ssabaminista Raila Odinga okuva mu mukago gwa CORD ng’ono alondedde ku ssomero lya Kibera Primary school. Ng’ayogerako eri bannamawulire oluvanyuma lw’okusuula akalulu, Odinga agambye nti musanyufu olw’abantu abangi abajjumbidde […]
Mu Kenya Kulonda
Okulonda mu ggwnaga lya Kenya kugenda mu maaso ng’abeesimbyeewo babiri bamaze okusuula akalulu. Kuno bano kwekuli Ssabaminista Raila Odinga okuva mu mukago gwa CORD ng’ono alondedde ku ssomero lya Kibera Primary school. Ng’ayogerako eri bannamawulire oluvanyuma lw’okusuula akalulu, Odinga agambye nti musanyufu olw’abantu abangi abajjumbidde […]
Abe Makerere balonda
Abayizi mu ttendekero ekkulu e makerere batandise okulonda omukulembeze waabwe omuggya Akulira akakiiko akalondesa, Allan Akankwasa agamba nti okulonda kutandise ku ssaawa bbiri ez’okumakya era nga kukyatambula bulungi abayizi emitwaalo 40,000 beebasuubirwa okulonda ate ng’abayizi 8 beebali mu lwokaano. Kuno kuliko […]
Omulambo gwa Kategeya gutuuse
Omulambo gw’abadde amyuka katikiro asooka era nga ye minister w’ensonag z’amawnaga ga East africa Eriya Kategeya gusuubirwa akadde konna mu ggwanga Omwogezi wa gavumenti Mary Karooro Okurut agamba nti nga gwakatuuka gwakutwalibwa e Mulago gwekebejjebwe . Olunaku lw’enkya gwakuleetbwa mu palamenti abantu bagukubeko eriiso evvanyuma […]
Okuwandiisa amasimu kwongezeddwaayo
Akakiiko akakola ku byempuliziganya kongezezzaayo nsalessale ku kuwandiisa amasimu okutuusa nga 31st ogw’okutaano. akulira akakiiko kano, Godfrey Mutabaazi agamba nti abantu bawereddwa emyezi emilala esatu okwewandiisa ate nga ne kkampuni z’amasimu zakwongerwa omwezi gumu okwetegereza ebibawereddwa Mutabaazi agamba nti basazeewo okwongezaayo oluvanyuma lw’okufuan […]
Amasomero gagaddwa
Aba Kampala capital city authority bagadde amasomero agasoba mu makumi abiri mu kampala. Gano gabadde majama, nga tegalina basomesa batendeke, era nga tegaliiko lukomera Akulembeddemu ekikwekweto kino Propser Lwamasaka agamba amasomero gano bagawa dda okulabula nga tegakyuusa. Agamu ku gagaddwa kuliko Baden Powell, Royale Nursery […]
Omwana eyabula azuuse
Omukyala eyakwatiddwa olunaku lwajjo n’omwana omubbe bamusanze n’omulala era nga naye ssi wuwe Sofa Namukose owe Najjanankumbi omwana ow’okubiri gw’abadde naye yamubba wa wiiki 2 kyokka nga kati wa myaka munaana Omukazi ono olumukunyizza n’abatwala awali maama w’omwana ono gweyabba emyaka emabega ng’ono […]