Amawulire

Amaze n’olubuto emyaka 4

Ali Mivule

March 19th, 2013

No comments

Omukyala amaze emyaka ena ng’ali lubuto asobeddwa ea ne mu kibira Omukyala ono okuva e kasese yafuna olubuto luno mu mwaka gwa 2009 kyokka nga negyebuli kati tasumulukukanga. Omukyala ono yeewuubye mu malwaliro naye nga talina kyafuna Ebisingawo mu mawulire gaffe agabaawo buli ssaawa

Eggulu likubye omwana

Ali Mivule

March 19th, 2013

No comments

  Enkuba eyamaanyi efudembye mu bitundu by’eggwanga ebitali bimu erese bangi bagyevuma.   E Ssembabule omwana ow’emyaka 10 akubidddwa eggulu elimulese ng’agongobadde Catherine Musimenta muyizi ku Kikondeka Priary school ng’ono akyajjanjabibwa.   Catherine Musimenta muyizi ku Kikondeka Priary school ng’ono ajjanjabibwa   Ssentebe we Kyaalo […]

Akabenje kasse 3

Ali Mivule

March 18th, 2013

No comments

  Abantu basatu beebafiiriddewo ekimotoka kilukululana bwekiremedde omugoba waakyo nekisabaala abantu   Abalala abalala kkumi n’omu batwaliddwa mu ddwaliro nga biwala ttaka Akulira poliisi ye kawempe Siraje Bakaleke agamba nti ekimotoka number UAK 801J kireemeredde omugoba waakyo  nekiserengeta okuva ku luguudo lwa Sir APollo Kaggwa […]

Paapa ow’ebyafaayo

Ali Mivule

March 14th, 2013

No comments

Eklezia Katolika esagambiza oluvanyuma lw’okufuna Paapa omuggya. Ono y’azze mu bigere bya Paapa Benedict owe 16 ng’amannya ge ye Yozefu Rasinger enzaalwa ya Germany, eyawumudde olw’obukosefu. Abadde Kalidinaali Jorge Mario Bergoglio enzaalwa ya Argentina, eggulo yalagiddwa namungi w’omuntu eyakungaanidde ku kibangirizi kya St. Peter’s Basilica […]

Paapa omupya: Francis I

Ali Mivule

March 13th, 2013

No comments

  Ono ye Paapa  Francis I omupya kati akulembela Ekelezia Katolika munsi yonna.

Mukula ayimbuddwa

Ali Mivule

March 13th, 2013

No comments

  Eyali minista w’ebyobulamu era nga mubaka we Soroti Mike Mukula ayimbuddwa   Ono agyiddwaako emisnago gy’okwezibika ensimbi mu mankweetu   Omulamuzi wa kooti ekola ku gy’obukenuzi. David Wangutsi agambye nti obujulizi obwaleetebwa bwaali tebusobola kukozesebwa kusingisa mukula musnago gwa kwezibika nsimbi   Mukula yali […]

Gwebazaala n’obitundu ebyekyama 2 alongoseddwa

Ali Mivule

March 12th, 2013

No comments

Omuvubuka eyazaalibwa n’ebitundu by’ekyama ebibiri   kyadaaki alongoseddwa Isaac okuva e Jjinja yalongoseddwa abasawo ku ddwaliro lya International hospital mu kiro ekikesezza olunaku lwaleero. Omuvubuka ono ow’emyaka 26 afunye ky’aludde ng’asaba nga kwekufuuka omusajja omujjuvu Isaaca yava Jinja gyeyazaalibw an’ebitundu bibiri era ng’okuva olwo aboolebwa […]

Uhuru ye mukulembeze wa Kenya

Ali Mivule

March 9th, 2013

No comments

  Akakiiko akalondesa u ggwanga lya kenya kalangiridde Uhuru Kenyatta ku bukulembeze bw’eggwanga lino. Ono ye mukulembeze ow’okuna okukulembera Kenya ng’agenda mu kifo kya mwai Kibaki. Uhuru yafunye obululu 6,173,433 obuweza ebitundu 50.03  ku kikumi okuyitawo obutereevu. Odinga yafunye obululu 5,340,546 nga biweza ebitundu 43.28%. […]

10 battiddwa

Ali Mivule

March 9th, 2013

No comments

Abantu 10 beebafudde omusajja atannategerekeka bwalumbye baala n’asasirira abantu amasasi. Omwenda bafiiriddewo mbulaga ate omulala n’afa nga batuuka egogonya mu ddwaliro Mu bafudde mwemuli Nanyini Baala ategerekesenga Maama Jackie, Sarah Akot, mukyala Odere, Private Kennedy, Isaac Osere, Musana n’abalala Abantu abalala 2 bakyajjanjabibwa mu ddwaliro […]

Basajjabalaba asindikiddwa e Luzira

Ali Mivule

March 6th, 2013

No comments

Munnabyabusuubuzi Hassan Basajja Balaba asindikiddwa ku alimanda e Luzira Kiddiridde kooti ekola ku gy’obukenuzi okusazaamu okweyimirirwa kwe omusango gwe n’egusindika mu kooti enkulu. Basajjabalaba avuunanibwa wamu ne muto we Muzamir Basajjabalaba nga bano babalanga kwepema misolo, okujingirira ekiwandiiko kya kooti n’okukozesa ebiwandiiko ebikyaamu. Omulamuzi wa […]