Ebyobulamu

Bunkenke ku ddwaliro

Ali Mivule

February 21st, 2013

No comments

Embeera mu ddwaliro ekkulu e masaka ya bwerinde oluvanyuma lw’abagambibwa okuba abalwanirizi b’eddembe ly’obulamu okugezaako okwekalakaasa. Ekibinja ekikulembeddwamu Mohammed Ssegirinya kirumbye eddwlairo n’ebikozesebwa byebabadde baleetedde abalwadde. Wabula bano babatutte tebalinnya nga babavunaana kuleeta mivuyo mu ddwaliro. Mu kadde kano omuntu yenna atalina bbaluwa ya ddwaliro takkirizibwa […]

Amayumba gamenyeddwa

Ali Mivule

February 21st, 2013

No comments

Bawanyondo ba kooti nga bakuumibwa police enkya ya leero batandise okumenya amayumba ga batuuze e Mbuya ku ttaka erikyaaliko enkaayana eriri ku luguudo lwa ismail e Mbuya . Obusolya obusinga bulitale nga babanyini mayumba gano bali mumaziga. Kino kiwalirizza abamaka agawereredala 7 okwaaamuka ekifo kino […]

Basuze Luzira

Ali Mivule

February 20th, 2013

No comments

Abayizi 18 abakwatibwa nga beekalakaasa basindikiddwa e Luzira Omulamuzi wa kooti ya LDC, Esther Nansambu banoabasindie e oLuzira okutuusa ku lunaku lwa bbalaza Wabula yye councilor, Bernard Luyiga bwebaali bakwtaiddwa yeeyimiriddwa ku mitwaalo kkumi Bano baggiuddwakao misnago gya kwetaba mu kwekalakasa okumenya mateeka n’okwonoona ebintu […]

Amazzi gamututte

Ali Mivule

February 20th, 2013

No comments

Omugoba wa bodaboda abadde ayimiridde okumpi n’omwala amazzi gamututte. Omusajja ono tategerekese mannya abadde ayimiridde ku luguudo lwa kafumbe mukasa. Abeerabiddeko n’agaabwe  bagamba nti babadde bayimiridde okumpi n’omwala ku mulyango okuyingira mu ka paaka ka bassaja basajjabalaba. Bano bagenze okulaba nga munaabwe asilittuka agwa mu […]

poliisi ebayodde

Ali Mivule

February 20th, 2013

No comments

    Poliisi eyodde abantu 40 abagambibwa okuba abazigu   Bano bagyiddwa ku nguudo z’omu kibuga kampala okuli Nkuruma Road, Market Street, ne Nasser Road. Aduumira poliisi ya CPS, James Ruhweza agamba ntio abakwatiddwa beebanyakula ensawo z’abakyala,n’okukozesa obutayimbwa okulumba ababa ku gaabwe   Ruhweza agamba […]

Omuliro

Ali Mivule

February 20th, 2013

No comments

Abantu basatu bajiiridde mu ffumbiro mu bitundu bye kayunga   Kuno kuliko maama n’abaana babiri   Omukulu ategerekese nga Jalia Namata ne beb ow’emyezi owmendan’omwana omulala ow’emyezi owmena Jalia agamba nti abaana okujjiira mu ffumbiro yabadde abalese waka ng’akkiridde mugga era nga yagenze okudda ng’omuliro […]

Omuti gumukubye

Ali Mivule

February 20th, 2013

No comments

Omukyala abadde adduka enkuba omuti gumukubye   Joyce Kobusingye wetwogerere nga taanyi bili ku nsi okuva lweyazirise olunaku lwajjo.   Ono abeera e Mityana omuti gwasiguse negumugwiira era ng’omutwe gwegwasinze okukosebwa   Muliranwa we amulabirira, Godfrey Mukisa agamba nti omukyala ono mufumbo ng’alina abaana mwenda […]

Omukuumi afiiridde ku loogi

Ali Mivule

February 20th, 2013

No comments

Omukuumi  asangiddwa ng’afiiridde ku mulyango gw aloogi   Omugenzi ategerekeseeko lya Bwambale ng’ono yava bundibuggyo.   Bwabale abadde akuuma ku Rock Gadens lodge esangidwa e Kasese mu kibuga   Mukwaho gwomugenzi, Moses Baluku agamba nti omugenzi abadde aludde ngakaaba omutwe wabula nga ukama we yamugaana […]

Namukadde bamutemudde

Ali Mivule

February 19th, 2013

No comments

Namukadde akunukkiriza mu myaka 67 alumbiddwa abantu abatannategerekeka ne bamusala obufififi.  Javanese Runonzya abadde abeera ku kyaaalo Kyeibuza Nyakashashara. Ono abamulumbye bakubye  ekituli mu diiro lye nabamusanga nga afuluuta nebamusala obufififi. Batabani b’omugenzi  Allan Ahimbisibwe, Mark Runonzya and Tom Agaba  bakwaatiddwa nga bateeberezebwa okuba nomukon […]

Abayizi bagenze mu kkooti

Ali Mivule

February 19th, 2013

No comments

  Abayizi mu ttendekero e makerere olutalo lwa fiizi balututte mu kooti. Kiddiridde abakulira ettendekero okwogera lunye nga bwebatagenda kukyuusa mu nkola eragir abuli muyizi okusasula fiizi ebitundu nkaaga ku kikumi mu saabiiti omukaaga omukaaga ezisooka.  omwogezi w’abayizi, Moses Kyeyune agamba nti kikyaamu ab’ettendekero okuyisa ebikwata ku […]