Amawulire

Omusango gwa Besigye gwongezeddwayo okutuuka mu mwezi gwokusattu

Ivan Ssenabulya

January 16th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah Omusango gwokukuma omuliro mu bantu oguvunanibwa Dr. Kiiza Besigye gwongezeddwayo okutuuka nga March 6th 2018 mu kooti e Mbarara omulamuzi aguli mu mitambo Sanyu Mukasa olwobutabaawo ngali mu lwummula. Dr. Besigye avunanibwa ne presidenti wa FDC, Amuriat Patrick Oboi, Ingrid Turinawe, Mubarak Munyangwan […]

Abazaala nga batto beyongedde

Ivan Ssenabulya

January 16th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Akuliira abasawo abazaliisa mu ddwaliro lya Mukono Health Center IV – Alex Namala alaze okutya olwo’muwendo gwa’baana abato wakati we’myaka 10 ne 19 abazaala nga tebanetuuka. Ono ategezeza nti mu kugeragerannya omwaka 2016 ne 2017, emiwendo gizze girinnya okuva ku baana 1,765 […]

Bamuwambye nebamusobyako

Ivan Ssenabulya

January 16th, 2018

No comments

Bya Magembe Ssabiiti Police e Mubende eli kumuyiggo gwa battemu  abawambye omukazi mu kiro  ekikesezza  leero nebamusobyako n’oluvanyuma nebamutta. Ettemu lino libadde ku kyalo Luswa mu gombolola  ye Myanzi e Mubende nga atiddwa ye Namuyomba-Robina atemera mu gy’obukulu 29 ngomulambo gwe gusangiddwa okumpi n’ekubo. Akulira […]

Amaka emitwalo 19 gasindikirizibwa okuva ku ttaka mu mwaka gumu

Ivan Ssenabulya

January 16th, 2018

No comments

Bya Ivan Ssenabulya Amaka agasoba mu mitwalo 19 bebagobw aku ttaka mu bukyamu enelyanyi mu district ye Mubende mu mwaka oguwedde 2017 gwokka. Bino birabikidde mu alipoota eyemikko 56 ekwata ku kibba ttaka, efulumiziddwa aba Witness Radio.Org gyebafulumizza olwaleero. Alipoota eraga nti abantu bafiriddwa ettaka […]

Obutale bw’ente buwereddwa.

Ivan Ssenabulya

January 16th, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Police wano e Karamoja ategeezeza nga bweweze  obutale bwente mu bitundu bino, nga kino kigenderedwamu kulwayisa abanyaga ebisolo  mu bitundu bino. Twogedeko n’omubaka wa president mu kitundu kino Samuel Mpimbaza Ashaka  mu Abim District n’agamba nti  abalunzi abava mu Kenya baludde nga […]

Apollo kantinti bank emutwala-abangibwa obukadde 260.

Ivan Ssenabulya

January 16th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Eyaliko omubaka we Kyadondo East, Apollo Kantinti  ayitiddwaa mu kooti mu bwangu dala, nga ono ekimutawunkanya kulemwa kusasula banja lya bukadde 260  zeyeewola okuva mu  Standard Chartered Bank mu mwezi gwa  June-2016. Ebiwandiiko ebiteekedwako omukono gwamyuka ssabawandiisi wa kooti Olive Kazaarwe ,biraga […]

Edwaliro lye Lyantonde terikyalina dagala-abalwadde bakaaba.

Ivan Ssenabulya

January 16th, 2018

No comments

Bya Getrude Mutyaba. E Lyantonde  tutegeezeddwa nga abalwadde bweboolekedde okufa olw’eddagala eriruddewo okutuusibwa mu ddwaliro lino erya gavumenti. Akulira eby’obulamu mu district ye Lyantonde Dr Okoth Obbo agamba nti beeraliikirivu ku bulamu bw’abalwadde olwa gavumenti okulemererwa okubaweereza eddagala. Dr Obbo agamba nti abalwadde bafuna bangi […]

Ababaka ba NRM beevumye akafubo-ensonga za Refalendamu.

Ivan Ssenabulya

January 16th, 2018

No comments

Bya kyeyune Moses. Ababaka ba parliament banna –NRM wetwogerera nga beevumbye akafubo wano ku office ya ssabaminister , nga bano ekibatuteyo kubaako nsonga ezigasa ekibiina zebakaanyako. Twogedeko n’omubaka we kasanda Suth Simeo Nsubuga n’agamba nti ezimu ku nsonga zebagenda okuteesako kekalulu ka  referendum akakyali mu […]

Abaana abatikiddwa basabiddwa okwetonderawo emirimo.

Ivan Ssenabulya

January 16th, 2018

No comments

By Damali Mukhaye. Wetwogerera nga okukira abayizi abe Makerere abasoba mu 14,000 kugenda mu maaso, nga gano g’ematikira agakyasinze okubaako abaana abangi mu byafayo bya Makerere. Mukwogera amyuka akulira etendekero lino Prof. Barnabas Nawangwe asabye abayizi bonna abagenda okutikirwa nti bagwana beewale okusoma omuwawa ate […]

Omukazi asibiddwa lwakulagajjalira mwana.

Ivan Ssenabulya

January 16th, 2018

No comments

Bya Ruth Anderah. Mu kooti: Omufumbo  ow’emyaka  makumi  22  asimbiddwa  mu  mbuga  z’amateeka navunanwa  omusango  gw’okulagajalira  omwana  we  owa sabiiti ebiri zoka. Nantambi Christine avunaniddwa mu kkooti ya City Hall mu maaso g’omulamuzi  we daala erisooka Patrick Talisuna omusango nagwegaana. Oluvanyuma lw’okwegaana omusango  omulamuzi amusindise […]