Amawulire

Polisi yeganye ebyo kumenya offici

Polisi yeganye ebyo kumenya offici

Bernard Kateregga

March 10th, 2016

No comments

Poliisi yeganye byonna ebyogerwa nti erina kyemanyi ku kumenya ofiisi zabannamateeka ba Amama Mbabazi. Olunaku olweggulo Mbabazi y’alumirizza nga poliisi bweyabadde n’omukono mu kumenya ofiisi zino okusobola okutabangula obujulizi ku musango gweyawaaba nga awakanya obuwanguzi bwa pulezidenti Museveni. Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga […]

Ogwokubba obululu gugenda musaso

Ogwokubba obululu gugenda musaso

Bernard Kateregga

March 10th, 2016

No comments

Okuwulira omusango gwebyokulonda ogwawaabwa Amama Mbabazi nga awakanya ebyava mu kulonda kutandise mu kkooti ensukulumu. Mu mpaaba ye, Mbabazi ayagala okubala obululu kuddibwemu oba baddemu okulonda. Bannamateeka benjuyi zombie basuubirwa okukkanya  ku byebagenda okwesigamako mu kuwulira omusango guno. Mbabazi awawabira pulezidenti Museveni, ssabawolereza wa gavumenti […]

Aba NRM bagenda mulusiriika

Aba NRM bagenda mulusiriika

Bernard Kateregga

March 9th, 2016

No comments

Nga ekibiina kya NRM kyetegekera paraliment eye 10th egenda okuyingira, bbo bann-NRM bategese olutuula olwenjawulo eri ababaka baabwe . Olusirika luno olwokusulayo lwakukulungula ennaku 8 okuva nga 12 March. Nga ayogerako nebannamawulire ku kitebe kyabwe, ssabawandiisi wa NRM Justine Kasule Lumumba agambye nti olusirika lwakuyamba […]

Okutumbuula ebyobusubuuzi mu Buganda

Okutumbuula ebyobusubuuzi mu Buganda

Bernard Kateregga

March 9th, 2016

No comments

Obwakabaka bwa Buganda bukoze endagaano n’ekitongole ky’abaneekolera gyange ekya Private Sector Foundation Uganda, nga eno yakubasobozesa okukolela awamu kutumbula ebyobusuubuzi mu bwakabaka bwa Buganda . Bano okusinga baagala okuyita mu kuvumbula enkola gana ez’omulembe ‘ awamu mu myoleeso n’enkuggana ez’enjawulo ezirubiridwamu okutumbula embeera za bantu […]

Mbabzi alumiriza police ku byo kumenya office za banamateeka

Mbabzi alumiriza police ku byo kumenya office za banamateeka

Bernard Kateregga

March 9th, 2016

No comments

Munna- Go-forward Amama Mbabzi avudeyo nalumiriza police nga bweyamenye office z’abanamatekabe ebiri amakya ga leero. Mbabazi agamba nti waliwo obukakafu obulaga nti abaserikale 30 baalumbye office za Mugamand Mbabazi wano ku buganda road nebanyaga buli kyabademu, era nga buno bwebumu kubujulizi obwabade bulina okutwalibwa mu […]

Lumumba asekeredde aba FDC

Lumumba asekeredde aba FDC

Bernard Kateregga

March 9th, 2016

No comments

Ssabawandisi w’ekibiina kya NRM Justine Lumumba Kasule asekeredde ab’ekibiina kya FDC kwebyo byekyasazewo mu kwekalakaasa. Nga ayogerako nebannamawulire , omwogezi w’ekibiina kya FDC Ibrahim Ssemujju Nganda y’alangiridde nga bwebasazewo buli munnakibiina obutagenda kukola buli lwakuna era n’asaba nebannayuganda bonna abakiririza mu nkola ya demokulasiya okukola […]

Okulonda kwa basentebe bamagombolola kutandiise

Okulonda kwa basentebe bamagombolola kutandiise

Bernard Kateregga

March 9th, 2016

No comments

  Okulonda ba ssentebe b’amagombolola mu disitulikiti ye Jinja kugenda mu maaso yadde nga abalonzi bakyali batono. E Kayunga abantu tebajumbidde kulonda bassentebe b’amagombolala gaabwe .abasinga balabiddwako nga bali mu nnimiro ebyokulonda sibyebaliko. Eriya Lugenda y’agalina E Mubende nayo okulonda kwakasoobo

Banakyewa bakooze ekiwandiiko ku kubba obululu

Banakyewa bakooze ekiwandiiko ku kubba obululu

Bernard Kateregga

March 9th, 2016

No comments

Ebibiina by’obwanakyewa ebyenjawulo byakukwanga kkooti ensukululu ekiwandiiko ekisaba nabyo biwabule ku musango gw’okubba obululu ogwawaabwa Amama Mbabazai nga awakanya obuwanguzi bwa pulezidenti Museveni. Bano bagamba bsobola okuwa abalamuzi ku magezi agabanabayamba mu musango guno. Kkooti ensukulumu eddamu okutuula olunaku lwenkya okugenda mu maaso n’okuwulira omusango […]

Mulete obujurizi ku kubba obululu

Mulete obujurizi ku kubba obululu

Bernard Kateregga

March 9th, 2016

No comments

Ab’ekibiina kya DP basabye bannayuganda bonna abalina obujulizi ku kubba obululu mu kulonda kw’omukulembeze w’eggwanga okubuwa bananmateeka ba Mbaabzi ku musango gwebawawabira pulezidenti Museveni. Mbabazi yawaaba mu kkooti nga alumiriza nga okulonda bwekutaali kwamazima. Omwogezi wa DP Kenneth Paul Kakande asabye bannayuganda okukanuna amaaso bagoberer […]

Ofiisi za banamateeka ba Mbabazi ezimeneyeddwa

Ofiisi za banamateeka ba Mbabazi ezimeneyeddwa

Bernard Kateregga

March 9th, 2016

No comments

Bannamateeka b’eyesimbyewo ku bwapulezidenti Amama Mbabazi bakusisinkanamu bateese oluvanyuma lw’abantu abatanategerekeka okumenya ofiisi zaabwe nebabbamu ebintu ebitanategerekeka. Ofiisi ezimeneyeddwa za Fred Muwema ne Mohammad Mbabazi. Bano bebamu ku bakikirira Mbabazi ku musango gweyawaaba mu kkooti ensukululumu nga awkanaya obuwanguzi bwa pulezidenti Museveni. Ofiisi ezogerwako zisangibwa […]