Amawulire

Okutumbuula ebyobusubuuzi mu Buganda

Okutumbuula ebyobusubuuzi mu Buganda

Bernard Kateregga

March 9th, 2016

No comments

File Photo: Mayiga nga bamulambuza

File Photo: Mayiga nga bamulambuza

Obwakabaka bwa Buganda bukoze endagaano n’ekitongole ky’abaneekolera gyange ekya Private Sector Foundation Uganda, nga eno yakubasobozesa okukolela awamu kutumbula ebyobusuubuzi mu bwakabaka bwa Buganda .
Bano okusinga baagala okuyita mu kuvumbula enkola gana ez’omulembe ‘ awamu mu myoleeso n’enkuggana ez’enjawulo ezirubiridwamu okutumbula embeera za bantu mu Buganda.
Bwabadae ateeka omukono ku ndagaano eno katikkiro wa Buganda Charles peter Mayiga ategezezza nga endagaano eno bwegenda okuyamba abantu ababulijjo okwegya mu bwavu

Yye akulira ekitongole kino Gideon Bagadawa ategezezza nga bwabagenda okozessa obukuggu bwebalina okutumbula abantu ba Buganda okulaba nga bazza Buganda kuntiiko.