Ebyemizannyo

Ekikopo ky’ensi yonna- Eby’okwerinda binywezeddwa

Ali Mivule

June 9th, 2014

No comments

Poliisi ya kuno etegese okuvaayo n’amateeka amakakali aganaagobererwa mu kulaga emipiira gy’ekikopo ky’ensi yonna egigenda okutandika mu ssabiiti eno, okusobola okutangira emiranga egyaliwo  mu 2010 Kinajjukirwa nti mu mwaka gwa 2010, abawagizi b’omupiira abasoba mu 70 bafiira  mu bulumbaganyi bwa bbomu obwali e Kyaddondo Rugby […]

Omutendesi wa Ac Milan agobeddwa

Ali Mivule

June 9th, 2014

No comments

Tiimu ya AC Milan egobye abadde omutendesi wa tiimu eno Clarence Seedorf  nga tannaweza na myezi etaano mu kifo kino. Filippo Inzaghi kati y’azze mu bigere bye. Seedorf bukyanga atendeka tiimu ya Ac Milan abadde alemereddwa okuzza tiimu engulu nga mu mpaka ezakaggwa yafuna obubonero […]

Aba KCCA besunze URA

Ali Mivule

June 6th, 2014

No comments

Omutendesi wa tiimu ya KCCA George Best Nsimbe agamba nti yetegese ekimala mu mpaka z’akamalirizo mu kikopo kya Uganda Cup. Nsimbe agamba nti mukakafu nti ekikopo kino agenda kukyezza mu mpaka ezigenda okubeera e Mbale . KCCA egenda kwambalagana ne Uganda Revenue authority . Tiimu […]

Rooney yesunga World cup

Ali Mivule

June 5th, 2014

No comments

Muyizi tasubwa wa Manchester united Wayne Rooney nti ajja kusanyuka okukiikirira tiimu ye mu mpaka z’ekikopo ky’ensi yonna mu Brazil. Rooney ow’emyaka 28 agamba nti yye webanamussa wejja okuzannyira ekikulu nti ali ku tiimu Ono Yakateebwa goolo ana mu mipiira gy’ebweru ate nga mu mpaka […]

Aba FUFA bagonze- bawaddeyo ebiwandiiko

Ali Mivule

June 4th, 2014

No comments

Kyadaaki aba FUFA bawaddeyo ebiwandiiko ebyabasabiddwa kaliisoliiso wa gavumenti. Kiddiridde kaliisoliiso bano okubawa nsalessale wa leero okuwaato ebyaapa bya FUFA omuli n’aky’ettaka okutudde FUFA House Omwogezi wa Kaliisoliiso Ali Munira akakasizza nti ebiwandiiko bino babifunye Kaliisoliiso anonyereza ku mivuyo egiri mu FUFA.

She pearls ekomawo leero

Ali Mivule

June 4th, 2014

No comments

Tiimu ya Uganda eyabato abali wansi wemyaka 18 eya She Pearls,ekomawo leero ku ssaawa taano ezekiro okuva mugwanga lya Botswana oluvanyuma lwokuwangula ekikopo mumpaka za Africa youth championships week ewedde. Team eno wamu nemizannyo emirala egyakikirira Uganda okuli,okuwuga,emisinde,Badminton.Table tennis bonna bakujjira ku nnyonyi ekiro era […]

Omuddusi Tayson Gay akomyeewo

Ali Mivule

June 3rd, 2014

No comments

Eyaliko nantameggwa w’embiro za mita 100 ne 200 omumerika Tyson Gay wakuddamu okudduka oluvanyuma lw’ensibo eyamussibwaako okuggwaako Gay yawummuzibwa mu myezi gw’okutaano omwaka oguwedde oluvanyuma lw’okukakasa nti enjaga gyeyali anuusa yali emuyambako okufumuuka Gay agamba nti ekibonerezo ekyamuweebwa kimuwadde amaanyi okuddamu okukola ennyo era ng’alinze […]

tiimu y’okubaka esiimiddwa

Ali Mivule

June 2nd, 2014

No comments

Bannamawulire abasaka agemizannyo balonze team ya Uganda eyomuzannyo gwokubaka eya She Pearls kubwomuzanyi womwezi oguwedde olunaku lwa leero. Team eno okuwangula kidiridde okukola obulungi mumpaka zabato ezibadde ziyindira mu gwanga lya Botswana omwezi oguwedde. Team eno yawangula Kenya kubugoba 40-24 mu finals okuwangula ekikopo mumpaka […]

Ogwa Uganda Cranes teguliimu bbugumu

Ali Mivule

May 30th, 2014

No comments

Ng’omupiira wakati wa Uganda Cranes ne Madagascar gubula ssaawa ntono, bannayuganda bangi balabise nga tebagwesunze Okwawukanako nga bwekiba bulijjo mu kaseera kano ng’abantu beetala kugula mijoozi na vuvuzela, ku luno tewali bbugumu Abamu ku bantu era betwogeddeko nabo abamu tebamanyi nti waliyo n’omupiira enkya Uganda […]

Uganda Cranes- Sentamu atuuse

Ali Mivule

May 29th, 2014

No comments

Abazannyi ba Uganda cranes bakyagenda mu maaso n’okwetegekera omupiira gwaabwe ne Madagascar. Olwaleero abazannyi bano beegattiddwaako Yunusu Ssentamu. Bano kati balindiridde kaputeni waabwe Andy mwesigwa abeegattako ekiro kya leero. Mu mupiira ogwasooka Madagascar yakuba Uganda goolo 2 ku emu Omupiira guno gwakubeera Namboole ku lw’omukaaga […]