Ebyemizannyo

tiimu y’okubaka esiimiddwa

Ali Mivule

June 2nd, 2014

No comments

she cranes

Bannamawulire abasaka agemizannyo balonze team ya Uganda eyomuzannyo gwokubaka eya She Pearls kubwomuzanyi womwezi oguwedde olunaku lwa leero.

Team eno okuwangula kidiridde okukola obulungi mumpaka zabato ezibadde ziyindira mu gwanga lya Botswana omwezi oguwedde.

Team eno yawangula Kenya kubugoba 40-24 mu finals okuwangula ekikopo mumpaka zino.

Guno gwemulundi ogusookedde ddala omuzanyo gwokubaka okwetaba mumpaka eziri wansi wemizanyo gya Olympics.