Ebyemizannyo

She pearls ekomawo leero

Ali Mivule

June 4th, 2014

No comments

She cranes in singapore

Tiimu ya Uganda eyabato abali wansi wemyaka 18 eya She Pearls,ekomawo leero ku ssaawa taano ezekiro okuva mugwanga lya Botswana oluvanyuma lwokuwangula ekikopo mumpaka za Africa youth championships week ewedde.

Team eno wamu nemizannyo emirala egyakikirira Uganda okuli,okuwuga,emisinde,Badminton.Table tennis bonna bakujjira ku nnyonyi ekiro era nga minister wemizanyo Charles Bakabulindi yasuubirwa okubaniriza kukisaawe e’Ntebbe.

Kati Uganda yakwetaba mumpaka zokubaka ezabato ezensi yonna ezigenda okubeera mukibuga Gabrone ekya Botswana mumwaka gwa 2017 .