Amawulire

Abavuganya batandise olusirika

Abavuganya batandise olusirika

Ali Mivule

September 16th, 2015

No comments

Olusirika  lw’okulonda anakwatira omukago ogugatta ebibiina ebivuganya gavumenti bendera mu kulonda kwa Pulezidenti omwaka ogujja lugenda mu maaso wali ku Royal suites e Bugoloobi. Olusirika luno lwetabiddwamu abakulira ebibiina by’obufuzi ssaako n’abakulu b’omukago guno.   Abaliyo kuliko ssenkaggale w’ekibiina kya DP  Norbert Mao, eyali omumyuka […]

Emmundu ezuuliddwa

Emmundu ezuuliddwa

Ali Mivule

September 16th, 2015

No comments

Poliisi mu Arua ezudde emmundu eyakozesebwa okutta abakuumi b’ekkuumiro ly’ebisolo lya Achai 2. Ababiri bano batibwa nga balondoola ababba emmundu okuva mu nkambi y’ekkuumiro lino. Omwogezi wa poliisi mu bitundu bya West Nile  Josephine Angucia ategezezza nga bamukwata mundu ababiri era bwebalumba n’amaka ga Jimmy […]

Poliisi ekkirizza okubeera n’omukuumi wa Mbabazi

Poliisi ekkirizza okubeera n’omukuumi wa Mbabazi

Ali Mivule

September 16th, 2015

No comments

Poliisi ekutte aduumira abakuumi b’eyali ssabaminisita w’eggwanga John Patrick Amama Mbabazi. Christopher Aine  y’akwatiddwa nga bamuvunaana kukola buvuyo n’efujjo. Mu kiwandiiko kya poliisi kyefulumizza etegezezza nga Aine n’abakuumi abalala abakuuma Amama Mbabazi bwebazimuula ebiragiro bya poliisi ebyobutakuba nkungaana e Jinja. Akulira ebyamawulire bya Mbabazi  Josephine […]

Salva Kiir yegaanye endagaano

Salva Kiir yegaanye endagaano

Ali Mivule

September 15th, 2015

No comments

Omukulembeze w’eggwanga lya South Sudan  Salva Kiir  yetemye engalike ku ndagaano y’emirembe gyeyatekako omukono. Kiir ategeezezza nga bweyasindikirizibwa  okuteeka omukono ku ndagaano y’emirembe. Nga ayogerera ku televizoni y’eggwanga, Kiir ategezezza nga endagaano eno eyatekebwako omukono omwezi oguwedde bweyali enyomoola obwetwaze bw’eggwanga lye. Wabula ategeezezza nga […]

Semaka yesse lwa mabanja

Semaka yesse lwa mabanja

Ali Mivule

September 15th, 2015

No comments

Ekikangabwa kibuutikidde abatuuze b’okukyalo kabale mu gombolola ye katabi wano e Wakiso, ssemaka bw’asazeewo okwetuga ng’ensonga mabanja. Omugenzi ategerekese nga Ivan Tamwa, ng’ono asangiddwa ku muti gwa ffene e manju nga alengejja. Ayogerera poliisi mu kampala n’emiriraano Patrick Onyango atubuulidde nti omugenzi abadde n’amabanja agatagambika, […]

Ebibiina mu mukago byekengedde

Ebibiina mu mukago byekengedde

Ali Mivule

September 15th, 2015

No comments

Abamu ku babaka okuva ku ludda oluvuganya gavumenti batandise okwekengera embeera eri mukago gwa The Democratic Alliance. Kino kizze wakati mu kwemulugunya okuliwo okuva eri bannabibiina abagamba nti amateeka gamenyeddwa bwegwatuuse ku Amama Mbabazi. Omubaka we Buikwe mu bukiikaddyo Dr Lulume Bayiga agambye nti engeri […]

Bagenze kusoma kulima

Bagenze kusoma kulima

Ali Mivule

September 15th, 2015

No comments

Amyuka omukulembeze w’eggwanga Edward Kiwanuka Ssekandi olwaleero asiibudde abayizi 200 abagenze okusoma ebyobulimi mu yisirayiri okumala emyezi 11. Abayizi bano beebamu kw’abo abasomye ebyobulimi mu yunivasite ezitali zimu. Ekibatutte kussa mu nkola byebasomye era ng’abayizi bano bakugabibwa mu mafaamu agatali gamu Sekandi agambye nti kino […]

Gavumenti ssi yakwewola

Gavumenti ssi yakwewola

Ali Mivule

September 15th, 2015

No comments

Gavumenti etegeezezza nga bw’etagenda kwewola nsimbi ndala mu okuddukanya kulonda kwa 2016. Kati Minisitule zonna n’ebitongole bya gavumenti ebirala bisaanye okwenyweza ng’eggwanika lya Uganda lyongera okunyweza mu nsasanya y’ensimbi. Amyuka omuwandiisi w’eggwanika ly’eggwanga  Patrick Ocailap, agambye nti gavumenti egenda kugendera ku nsasaanya eyagerekebwa ogwasooka ku […]

babakenderezza ebibonerezo

Ali Mivule

September 15th, 2015

No comments

Abantu munaana abaali batereddwa ku kibonerezo ky’okuttibwa oluvanyuma lw’okusingisibwa emisango gyanaggomola kkooti enkulu ebakendereza ku kibonerezo. Bano baleeteddwa mu maaso g’omulamuzi wa kkooti enkulu Lawrence Gidudu n’abakendereza ku bibonerezo oluvanyuma lw’okwenenya nebasaba kkooti ebaddiremu. Muno mubaddemu egy’obutemu, obunyazi n’emirala. Omulamuzi Joseph Mulangira awulirizza  okusaba  kwabwe […]

Basanze mufu wa jjo

Ali Mivule

September 15th, 2015

No comments

Poliisi mu Kampala etandise okunonyereza ku muyizi w’ettendekero lye Nkumba asangiddwa ng’afiiridde mu muzigo gwe enkya ya leero. Michael Irra ow’emyaka 24 abadde asula mu kisulo ekimanyiddwa nga M-hostel era nga mikwano gye egikedde okumukyalira gyegigudde ku mulambo gwe. Omwogezi wa poliisi mu kampala n’emiriraano […]