Amawulire

Besigye ayuugumizza Rukungiri

Ali Mivule

November 9th, 2015

No comments

Dr Kiiza Besigye kyaddaaki atuuse e Rukungiri. Ono awerekeddwa abagoba ba bodaboda n’oluseregende lw’emotoka abaamulindidde ku lutindo kwe Kahengye Bano bazze begattibwaako abawagizi abalala Kebisoni, Buyanja ne Nyakibale. Ng’atuuka e Buyanja, abantu bamweyiyeeko abalala nebayiika mu luguudo era bano amaze kwogera nabo okukkakkana. Ekibuga kye […]

Prof Barya wa gavumenti za bitundu

Ali Mivule

November 9th, 2015

No comments

Eyesimbyeewo ku lulwe ku bwa pulezidenti Prof Venansius Baryamureeba agambye nti amangu ddala nga yakawangula obwa pulezidenti, wakuwa gavumenti z’ebitundu obuyinza . Baryamureeba agamba nti kino kiyamba nako okugatta abantu n’okukomya okulwanirira obukulu. Ng’ayogerako eri abantu be Busaana, Prof Barya agambye nti gavumenti z’ebitundu nga […]

Poliisi ekalize eby’okwerinda

Poliisi ekalize eby’okwerinda

Ali Mivule

November 9th, 2015

No comments

Poliisi efulumizza enteekateeka y’eby’okwerinda nga bw’enabeera mu kaseera kano ak’okuyigga akalulu. Eggwanga lyonna litemeddwaamu ebifo 34 nga bakulondoolwa abapoliisi abakutuddwaamu ebibinja 27 Omwogezi wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga agambye nti ebitebe by’okwerinda byebataddewo  byakubaako abakola ku by’okwerinda okuva mu bitongole ebitali bimu okulaba nti […]

Abawagizi ba Museveni batubidde

Abawagizi ba Museveni batubidde

Ali Mivule

November 9th, 2015

No comments

Abawagizi ba pulezidenti Museveni wansi w’ekibiina kya Gwewalabyeko batubiridde e Mukono oluvanyuma lw’okubulwa entambula y’obwereere okugenda e Luweero. Bano abakulirwa omusumba Robert Kateregga bakedde kwetegeka nga balinze babakime kyokka nga negyebuli kati teri yabasinyizzaako. Omu ku bamemba bano John Kezaala sagambye nti omusumba ono yabakubidde […]

Lwakataka adda mu kkooti

Lwakataka adda mu kkooti

Ali Mivule

November 9th, 2015

No comments

Okuwulira omusango  oguvunanibwa omuvuzi w’emmotoka zempaka  Ponsiano Lwakataka ne banne abalala 2 ogwokutta abantu benyumba emu e Rakai guddamu okuwulirwa olunaku olwaleero. Lwakataka, Fangesi Vincent amanyiddwa nga Kanyama wamu ne  Emanuel Zinda bebasuubirwa mu maaso g’omulamuzi wa kkooti e Masaka John Keitirima. Kkooti yakuwulira obujulizi […]

Aba GO-Forward boogedde akakodyo kaabwe

Aba GO-Forward boogedde akakodyo kaabwe

Ali Mivule

November 9th, 2015

No comments

Ab’ekibinja kya Go-Forward ekinonyeza eyali ssabaminisita w’eggwanga akalulu k’obwapulezidenti bategezezza nga kampeyini zaabwe bwebagenda okuzikuba mu mitendera esatu okusobola okubuna mubuli kasonda k’eggwanga. Mbaabzi ategezezza nga nga bwebagenda okusooka okutuuka mu municipaali ez’enjawulo nga era bakusokera Masaka olwaleero, bade e Mukono, oluvanyuma boolekere Mityana. Omu […]

Kiggundu alabudde ku ffujjo

Kiggundu alabudde ku ffujjo

Ali Mivule

November 9th, 2015

No comments

Nga kampeyini z’abesimbyewo ku bwapulezidenti zitandise mu butongole amakya galeero, ssentebe w’akakiiko k’ebyokulonda Eng Badru Kiggundu azzemu okulabula abesimbyewo obutagezako kukozesa bubinja bwabakubi ba miggo kutiisatiisa bantu. Kiggundu agamba kampeyini sizakusfiirawo kale nga zirina kubeera za mirembe. Agamba eby’okwerinda birina kukolebwako bitongole bikuuma ddembe ebitongole […]

Kampeyini zitandise- abesimbyeewo beetala

Kampeyini zitandise- abesimbyeewo beetala

Ali Mivule

November 9th, 2015

No comments

Kampeyini z’okunonya akalulu kobwa pulezidenti zeyongeddemu ebugumu. E Masaka abawagizi b’eyali ssabaminisita w’eggwanga Amama Mbabazi batadise okutuuka ku kisaawe kya Golf okulindirira omuntu waabwe. Wabula bano bemulugunya ku bipande bya Mbabazi ebyatimbuddwayo.   E Rukungiri ebbugumu lyeyongedde nga abaayo balindirira akwatidde ekibiina kya FDC Bendera […]

Aba NRM essira balitadde ku byabulimi, mirimu na kutumbula byuuma bikalimagezi

Aba NRM essira balitadde ku byabulimi, mirimu na kutumbula byuuma bikalimagezi

Ali Mivule

November 9th, 2015

No comments

Nga pulezidenti Museveni ateekateeka okugenda okutongoza kampeyini ze e Luweero, ab’ekibiina kya NRM bategezezza nga essira bwebagenda okusinga okuliteeka ku by’obulimi, amakolero ssaako n’okwongera okutonderawo bannayuganda emirimu. Bino pulezidenti abyogedde agulawo  ekifo webagenda okukwasangayiza kampeyini z’abakwatidde bendera ku bwapulezidenti . Ekifo kino kyakuddukanyizibwa abantu 150 […]

Ekitta bantu kirina okukoma e Burundi

Ekitta bantu kirina okukoma e Burundi

Ali Mivule

November 7th, 2015

No comments

Ssabawandiisi w’ekibiina ky’amawanga amagatte  Ban Ki Moon avumiridde ekitta bantu ekikyagenda mu maaso mu ggwanga lya Burundi . Ki Moon ategezezza nga bwebagezezzaako okutabaganya enzuyi ezilwanagana naye bikyaganye kale nga bwebategendeza embeera yandifuuka nga eyali mu ggwanga lya Rwanda mu 1994. Ye omukulembeze w’eggwanga lya […]