Amawulire

Abavubuka bagenze mu kkooti

Ali Mivule

November 5th, 2015

No comments

Waliwo ekibinja ky’abavubuka okuva mu bibiina ebyenjawulo abakwanze kkooti etaputa ssemateeka ekiwandiiko nga bawakanya eky’okwongeza ensimbi z’okusunsulibwa okwesimbawo ku bifo ebyenjawulo wano mu ggwanga. Nga bayita mu kibiina kyabwe ekibataba, abavubuka bano bawakanya ekyokwongeza ensimbi z’okwesimbawo ku bukiise bwa palamenti okuva ku mitwalo 30 okutuuka […]

Abavuganya tebannaba kukkaanya

Ali Mivule

November 5th, 2015

No comments

Ensisinkano wakati w’akakiiko k’ebyokulonda n’abasunsuddwa okwesimbawo ku bwapulezidenti ekomekerezeddwa awatali kyamaanyi kikkanyiziddwako ku byakampeyini . Okugyako ab’ekibiina kya FDC abategezezza nti enkungaana zaabwe bakuzitandikira Mbale, abesimbyewo abalala babadde tebannamaliriza nteekateeka zaabwe. Enkambi ya Amama Mbabazi eya  Go- forward  ekulembeddwamu  Solome Nakaweesi bategezezza nga bwebakyamaliriza enteekateeka […]

Bamusse mu ngeri etategerekeka

Ali Mivule

November 5th, 2015

No comments

Entiisa ebutikidde abatuuse bokukyalo Lugusuulu mu disitulikiti ye sembabule oluvanyuma lw’okugwa ku munaabwe nga akubiddwa mizibu era afudde bamutwala mu ddwaliro.     Fred Sunni omutuuze ku kyalo  Kyabi mu disitulikiti ye sembabule y’asangiddwa nga ali bubi era babadde bamutwala mu ddwaliro n’akutuka.   Manyina […]

Abe Rakai bayiseewo

Ali Mivule

November 5th, 2015

No comments

Abobuyinza mu disitulikiti ye Rakai kyaddaaki bakkirizza abanonyi b’obubudamu mu kitundu kino okusenga mu bitundu byebagala. Ekibinja ky’abantu abasoba mu 100 okuli abaana bayingira disitulikitio eno ku kimotoka kya Fuso nebabatwala mu nkambi ya Sango bay gyebabadde. Omubaka wa pulezidenti e Rakai Charles Mubiru ategezezza […]

Museveni yewozezzaako

Ali Mivule

November 5th, 2015

No comments

Pulezidenti Museveni awolereza enkola y’okusimbawo omuntu omu ku bifo ebyenjawulo mu kibiina kya NRM. Pulezidenti era ne mu kamyufu k’ekibiina akaakaggwa y’alagidde abamu ku besimbyewo okulekera banaabwe  mu ttabamiruka. Abamu ku bannabyabufuzi kino bakilaba nga okutuulira enkola ya Demokulasiya. Wabula ye pulezidenti Museveni agamba nti […]

Abavubuka ba NRM batandise okwogereza bannaabwe

Ali Mivule

November 5th, 2015

No comments

Ab’ekiwayi ky’abavubuka mu kibiina kya NRM babakanye ne kawefube w’okusakira omuntu waabwe eyesimbyewo ku bwapulezidenti obuwagizi nga bayita mu kwegatta. Bano batandikidde ku banaabwe abafuna obutakkanaya mu kibiina nebabakowola okudda eka okukomya enjawukana mu kibiina. Akulembeddemu abavubuka bano  Gaddafi Nasur  agamba baataddewo dda akakiiko akagenda […]

Abavubuka bawakanya eky’okwongeza ensimbi

Ali Mivule

November 5th, 2015

No comments

Waliwo ekibinja ky’abavubuka okuva mu bibiina ebyenjawulo abakwanze kkooti etaputa ssemateeka ekiwandiiko nga bawakanya eky’okwongeza ensimbi z’okusunsulibwa okwesimbawo ku bifo ebyenjawulo wano mu ggwanga.   Nga bayita mu kibiina kyabwe ekibataba, abavubuka bano bawakanye ekyokwongeza ensimbi z’okwesimbawo ku bukiise bwa palamenti okuva ku mitwalo 30 […]

Abalongo abegasse bazaaliddwa e Masaka

Abalongo abegasse bazaaliddwa e Masaka

Ali Mivule

November 4th, 2015

No comments

Waliwo abaana ba nabansasaana abazaaliddwa mu ddwaliro lye Masaka. Abaana abazaliddwa tebalina bitundu bya kyama , ate ng’amagulu balina asatu. Omukyala azadde abaana bano ye Sharon Akankunda  nga we Lwemiyaga. Dokita akola ku mukyala ono Herbert Kalema agambye nti kyandiba ekizibu abaana bano okuwona kubanga […]

Besigye awandiisiddwa

Besigye awandiisiddwa

Ali Mivule

November 4th, 2015

No comments

Kyaddaaki akwatidde ekibiina kya FDC bendera ku bwapulezidenti  Dr. Kizza Besigye asunsuddwa oluvanyuma lw’okulwa mu kkubo olwa namunji w’omuntu abadde amulindiridde .. Nga ayogerako eri bannamawulire, Besigye ategezezza nga bw’atalina mpalana ku kakiiko k’ebyokulonda wabula wakugenda mu maaso n’okwongera okubanja enongosereza mu mateeka g’ebyokulonda wamu […]

Museveni ne Mbabazi balaze essajja

Museveni ne Mbabazi balaze essajja

Ali Mivule

November 3rd, 2015

No comments

Pulezidenti Museveni azzeemu okukakasa abamuvuganya nti y’asobola era yeeyekka alina eggwanga ku mutima. Bw’abadde ayogerako eri nasiisi w’omuntu akungaanidde e Kololo, pulezidenti Museveni agambye nti abamuvuganya tebalina byakuddamu eri ebiruma abantu n’asaba abantu obutakola nsobi Museveni agambye nti era amaanyi kati wakugassa ku biruma bannayuganda […]