Amawulire

Omusawo yewozezzaako

Ali Mivule

April 17th, 2014

No comments

Omusawo agambibwa okukuba omwana empiso n’ekigendererwa ky’okumusiiga obulwadde bwa mukenenya yewozezaako Omusawo ono Rosemary Namubiru agamba nti teyagenderera ng’empiso yamusereerako buseerezi Ono era agambye kkooti nti yeefumita ku kigalo ekisajja bweyali akuba omwana empiso ng’akaaba ate nga bw’asamba Wabula ono agambye nti ky’atajjukira kwekubeera nti […]

Ono abadde ku ddagala naye nga talina siriimu

Ali Mivule

April 17th, 2014

No comments

Omusajja amaze emyaka 15 ng’amira eddagala eriweweeza ku mukenenya addukidde mu kkooti oluvanyuma lw’okukizuula nti talina bulwadde buno Zabron Hategeka yekebeza obulwadde bwa siriimu mu mwaka gwa 1999 era ab’akalwaaliro ka Adventist medical Centre nebamutegeeza nti yalina siriimu Bamusindika mu ddwaliro e Rubaga nayo abamukebera […]

Afande Kirumira azze ku Mulimu

Ali Mivule

April 17th, 2014

No comments

  Oluvanyuma lw’ababbi okuddamu okutigomya Nansana w’atali, atwala poliisi ye Nansana Mohammed Kirumira alagiddwa okudda mu ofiisi ng’okumunonyereza ku by’okulya enguzi  bwekukyagenda mu maaso. Aduumira poliisi mu kampala n’emiriraano , Andrew Felix Kaweesi agamba Kirumira musajja mwooyo ggwanga   wabula ng’omusango ogwamutekeebwako munene ddala. Kaweesi […]

Kidandala Yasisinkana Kayihura

Ali Mivule

April 17th, 2014

No comments

Amyuka loodi meeya wa Kampala Sulaiman Kidandala akirizza nga bweyasisinkanamu ssabapoliisi w’eggwanga  Gen Kale Kaihura e masindi . Wabula yeesamulira ddala eby’okusaba ssente zonna okulwanyisa loodi meeya Erias Lukwago ng’obutambi bw’amaloboozi bwebugamba . Agamba amaloboozi gano gajingiriddwa  n’ekigendererwa eky’okwonona erinya lye nga ye yali ayogera […]

Akakiiko ku lubiri kalondeddwa

Ali Mivule

April 16th, 2014

No comments

Akakiiko akagenda okukulakulanya olubiri lwa ssabasajja kabaka e Mengo lulondeddwa Omulimu gwaalyo gugenda kubeera gwakuyoyoota lubiri luno kulaba nti lweyagaza ate nga luvaamu n’ensimbi ezidda eri obuganda Ab’ekisaawe ky’enyonyi bali baasaba dda nti ku kisaawe kino bafuneko akafo okunaagwa enyonyi kyokka nga Buganda yabasaba okubawa […]

Aba taxi baweze obutasengulwa

Ali Mivule

April 16th, 2014

No comments

Ba dereeva ba taxi baweze nga bwebatagenda kuva mu paaka enkadde okutuuka nga babafunidde webadda Abakulira Mustafa Mayambala agamba nti kikakata ku KCCA okubafunira webadda awagazi mu kifo ky’okubaisndika ebweru Mayambala agamab nti paaka ezoogerwaako ng’eya USAFI ntono nnyo okubamalawo KCCA yalangiridde nti yakutandika okuddabiriza […]

Ebibiina biwandukululwe

Ali Mivule

April 16th, 2014

No comments

Kkooti enkulu mu ggwanga eragidde nti ebibiina ebiwerera ddala kkumi biwandukululwe Ebibiina bino birangibwa butatuuza nkiiko, n’obutalaga gyebijja nsimbi. Akakiiko akalondesa keekaddukira mu kkooti nga kagaala kufuna lukusa luwera bibiina bino Ebibiina ebyogerwaako Action party, bridge party, progressive alliance party, Uganda mandate party, new order […]

Ekidyeeri kibbidde-300 tebalabikako

Ali Mivule

April 16th, 2014

No comments

Ebikumi n’ebikumi by’abantu bakyabuze oluvanyuma lw’ekidyeeri kwebabadde okubbira. Ekidyeeri kino kibaddeko abantu 459 ng’abasinga bayizi. Biri mu ggwanga lya South Korea ng’abayizi bano babadde bava kulambula ku kizinga kye Jeju. Bbo abaddukirize baatandise dda okutuuka mu kifo kino ng’enyonyi zi namunkanga n’emeeri byonna byatuuse dda […]

Aba FDC bagala okuwandiisa abantu kuyimirizibwe

Ali Mivule

April 16th, 2014

No comments

  Waliwo ekibinja ky’abavubuka b’ekibiina kya FDC  abasazeewo okugenda mu kooti nga bawakanya okuwandiisa abantu okufuna endaga Muntu okugenda maaso mu ggwanga. Bano bawakanya ekya ba ssentebe b’ekyalo okuteekebwa ku bukiiko obuwandiisa abantu nga bagamba nti buliwo mu bukyamu era tebwesigika. Bano bagamba nti ebikwatagana ku […]

Buganda ssi yakugoba bantu

Ali Mivule

April 16th, 2014

No comments

Obwakabaka bwa Buganda ssibwakugoba musenze yenna ku ttaka bwalyo obwalidiziddwa gavumenti eyawakati. Oluvanyuma lw’okukwasa obwakabaka ebyapa by’ettaka erimu kwelyo elyali liwambiddwa mu gyenkaaga, omukulembeze w’eggwanga Yoweri Museveni yasabye obwakabaka obutagoba basenze bano ku ttaka lino wabula bateese engeri y’okulikulakulanyamu. Omwogezi w’olukiiko olutwala eby’ettaka mu bwakabaka […]