Amawulire

Amagye gogedde kukulonda

Amagye gogedde kukulonda

Bernard Kateregga

February 25th, 2016

No comments

Gavumenti etegezezza nti abantu abalondedde okumpi n’enkambi z’amagye okulonda enyo abavuganya gavumenti tekitegeeza nti amagye tegawagira gavumenti eriko. Mu kulonda kw’obwapulezidenti n’bakulembeze bazidisitulikiti, ab’oludda oluvuganya gavumenti baasinze ku NRM obululu. Wabula amyuka akulira essengejero ly’amawulire ga gavumenti mu ggwanga Col Shaban Bantariza agamba kino tekitiisa.

Tiiya gaasi e’kayunga

Tiiya gaasi e’kayunga

Bernard Kateregga

February 25th, 2016

No comments

E Kayunga Poliisi ekubye omukka ogubalagana mu kifo webabalira obululu oluvanyuma lw’abamu okuva mu mbeera nebekalakaasa nga bawakanya ebivudde mu kubala obululu. Akulira eby’okulonda Ruth Nakacwa olulangiridde Tom Sserwanga eyesimbyewo ku lulwe enguumi n’enyooka. Sound:tiya gaasi e kayunga Mungeri yeemu Omubaka omukyala Aidah Nantaba eyakwatiddwa […]

Ragga Dee akiriiza

Ragga Dee akiriiza

Bernard Kateregga

February 25th, 2016

No comments

Munna NRM Daniel Kazibwe amanyiddwa enyo nga Raga Dee akkirizza nti ddala Loodi Meeya Erias Lukwago y’amuwangudde . Ragga Dee y’afunye obululu 49,366 sso nga Lukwago yakukumbye 176,637 kale nga enjawulo y’abadde ya bululu 127,271.. Munna DP Issa Kikungwe yeyasembye n’obululu 7,750 Kati Ragadee agamba […]

KCCA eyanirizza Lukwago

KCCA eyanirizza Lukwago

Bernard Kateregga

February 25th, 2016

No comments

Ab’ekitongole kya KCCA bayozayozezza Loodi Meeya Erias Lukwago nebakanasala abalala abaawangudde akalulu. Omwogezi wa KCCA Peter Kawujju agamba bbo betegefu n’okukolagana nabuli omu okutwala ekibuga mu maaso. Kawujju agamba kati balinda baalondeddwa kukakasibwa kakiiko k’ebyokulonda babayingize mu ofiisi.

Fdc yesinziza ba kansala mu Kcca

Fdc yesinziza ba kansala mu Kcca

Bernard Kateregga

February 25th, 2016

No comments

FDC y’esinzizza omuwendo gwa ba kansala ku lukiiko lwa KCCA. FDC efunye ba kansala 16, DP efunye 3 ne NRM 3. Ku ba kansala abakadde bonna, Bruhan Byaruhanga owe Kyambogo yeeyekka akomyeewo.

Lukwago ye Lord meeya

Lukwago ye Lord meeya

Bernard Kateregga

February 25th, 2016

No comments

Ssalongo Erias Lukwago azzeemu okulondebwa nga loodimeeya wa Kampala. Ono afunye obululu 176,637 okuwangula munna NRM Daniel Kazibwe Ragga Dee n’obululu obuweza 127,271. Ragga Dee afunye obululu 49,366. Ate munna DP Issa Kikungwe afunye obululu 7,759. Obululu obuwerera ddala 2,591 bwebabadde nampawengwa ate nga 461 […]

Bye twongedde okufuna

Bye twongedde okufuna

Bernard Kateregga

February 24th, 2016

No comments

E’ Mbuya church of Uganda there at 8 polling stations and results are A-A polling station Lukwago 7 ,Kazibwe 30 and Kikungwe 0 N-0 Lukwago 17 Kazibwe 67 Isa 0 K-K Lukwago 15 Kazibwe 53, Isa 0 B-JLukwago 14, Raga 17 Isa 3 L-M Lukwago […]

Okubala obululu kutandiise

Okubala obululu kutandiise

Bernard Kateregga

February 24th, 2016

No comments

Okubala obululu okwa gavumenti ze bitundu kutandise mubitundu bye gwanga e byenjawulo era nga wano mu kampala okutunka okwamanyi kuli wakati wa Loodi meeya Erias Lukwago ne Danniel Kazibwe amanyidwa nga Ragga dee era ngo okulonda kuno tekujumbidwa nga bwe kyari ku kulinda Pulezidenti

Akuliddemu abalondesa awambidwa

Akuliddemu abalondesa awambidwa

Bernard Kateregga

February 24th, 2016

No comments

E Bukomansimbi okulonda kukyankalanye  ku kisaawe kye Kasansula oluvanyuma lw’abantu abatanategerekeka okuwamba akuliddemu abalondesa. Akavuyo kabaluseewo oluvanyuma lw’abawagizi b’ekibiina kya NRM abatanategerekeka okulumba webalondera n’obululu bwebamaze okulonderako nga era bawagizi b’omu ku besimbyewo ku bwa ssentebe bwa disitulikiti Musa Mbaziira. Ssentebe wa disistulikiti eno Hajji […]

Besigye asubidwa okukuba akalulu

Besigye asubidwa okukuba akalulu

Bernard Kateregga

February 24th, 2016

No comments

Eyakwatidde akibiina kya FDC bendera ku bwapulezidenti Dr Kiiza Besigye ssiwakwetaba mu kulonda kwaleero. N’okutuusa kati poliisi ekyebulunguludde amaka ge nga era emulemesezza okufuluma. Omusasi waffe Moses Kyeyune atugambye nti okuva ku makya poliisi ebadde eri mu maka ga Besigye oluvanyuma lw’okukumezebwawo mu makage bweyakwatiddwa […]