Amawulire

Uganda erumbibwa akadde konna- America

Ali Mivule

July 3rd, 2014

No comments

Poliisi ekalize eby’okwerinda ku kisaawe Entebbe oluvanyuma lwa America okulabula Uganda nti egenda kulumbibwa mu kiro kya leero Ekiwandiiko ekivudde mu America kiraze nti abatujju bano obulumbaganyi bagenda kubukola ku kisaawe Entebbe America era yalabudde abantu baabwe okwewala ekisaawe kino ng’egamba nti abatujju bategese kulumba […]

Alongooseddwaamu ekkalaamu

Ali Mivule

July 3rd, 2014

No comments

Mu ggwanga lya Tayiwani waliwo omukazi alongoseddwa mu lubuto lwe nemusangibwaamu pen . Omukyala ono azze alumizibwa olubuto era bweyagenze okulongoosebwa n’asangibwa nga pen emuli munda. Ekyewunyisa ono tajjukira kumira pen yonna.

atalina mikono avuga emmotoka

Ali Mivule

July 3rd, 2014

No comments

Omusajja atalina mikono nate nga avuga emotoka poliisi ekooye okumulabula n’ewamba emmotoka ye Poliisi mu ggwanga lya China egamba nti ono abadde afuuse ow’obulabe eri obulamu bwe n’abakozesa oluguudo abalala Ono bamukwatidde mu kikwekweto ekikoleddwa ku bamenya amateeka g’okunguudo Omusajja ono abadde akozesa ekigere kye […]

ono ayise mu kibuga buswa

Ali Mivule

July 3rd, 2014

No comments

Omukyala omubalagavu etambudde ku nguudo mu kibuga nga tambadde bulawuzi alese abantu basamaaliridde Omukyala ono okubadde ng’okwambala yeesiize langi ku mubiri era ng’akyamyeeko ne ku ka baala n’anyaamu olugiraasi lwa waiyini

Kikankane abivuddemu

Ali Mivule

July 3rd, 2014

No comments

Duncan Kikankane Mubiru awanduse okuva mu mpaka z’emmotoka Southern Motor Club Rally. Kikankane agambye nti kino akikoze okusobola okwetegekera empaka endala ezigenda okubeera e Rwanda okuva nga 18 omwezi guno. Ono agambye nti ayagala kuwangula ngule esingako nga y’ensonga lwaki tayagadde kukooya mmotoka ye Kikankane […]

Ebola atabuse mwegendereze – Gavumenti

Ali Mivule

July 3rd, 2014

No comments

Minisitule ekola ku byobulamu mu ggwanga eyisizza okulabula abantu ku kirwadde kya Ebola ekyakatta omusawo munnayuganda. Dr. Samuel Muhumuza yafudde obulwadde buno obwamukutte ng’akola ku balwadde mu ggwanga lya Liberia Obulwadde buno bwakatta abantu 400 ate abasoba mu 700 babulina nga bali mu mawanga ga […]

Ebbeeyi y’amafuta erinnye

Ali Mivule

July 3rd, 2014

No comments

Nga wakayita olunaku lumu lwokka ng’abamasimu bategeezezza nga bwebagenda okwongeza ebisale bya mobayilo mane, bbo ab’amafuta tebalinze era bagongezza Emu ku kkampuni ggaggadde eya amafuta eya VIVO energy oba giyite shell eyongezza shs 50 ku mafuta nga kati ga shs 3750 ku masundiro gaayo Akulira […]

Eyakuba omusirikale wa KCCA ali Luzira

Ali Mivule

July 3rd, 2014

No comments

Agambibwa okukuba omusirikale wa KCCA  asindikiddwa Luzira. Anderson Kalibbala asimbiddwa mu maaso  g’omulamuzi   Moses Nabende omusango n’agwegaana. Kigambibwa nti nga 15 omwezi oguwedde, omukulu ono yakkakkana ku Sam Mugabi n’amukuba n’ayuza n’essaati ye ng’amulanga kumuwambako buddole bw’abaana bweyali  atembeeya. Omusango yaguddiza ku mukwano arcade mu […]

Ababaka batabukidde poliisi

Ali Mivule

July 3rd, 2014

No comments

Ababaka mu lukiiko olukulu olw’eggwanga bongedde okutabuka ku basirikale abakyusiddwa okuva ku palamenti olw’okubeera embuto Bano bagamba nti ensonga eno bakujanja mu palamenti ebeere ng’enonyerezebwaako Abakyala bano abakulembeddwaamu omubaka Betty Amongi bagamba nti ekyakoleddwa kimenya mateeka kubanga kirinyirira eddembe ly’abakyala. Amongi bagamba nti kyebeetaga kwekulaba […]

Dokita eyafudde Ebola asabirwa nkya

Ali Mivule

July 3rd, 2014

No comments

Enteekateka z’okusabira omwoyo gw’omusawo eyafiridde mu ggwanga lya Liberia ekirwadde kya Ebola zitandise nga era wakusabirwa olunaku olwenkya. Dr. Samuel Muhumuza, nga ava Kasese abadde akolera kitongole ky’ebyobulamu mu nsi yonna mu ggwanga lya Liberia okumala emyaka 3 era’ yafudde lunaku lwakubiri mu ddwaliro lya […]