Amawulire

Bbomu ku palamenti mu Somalia

Ali Mivule

July 5th, 2014

No comments

Okubwatuuka okw’amaanyi wamu n’amasasi biwuliddwaako okumpi ne palamenti y’eggwanga lya Somalia ng’ababaka bagenda mu maaso n’okuteseeza eggwanga. Amawulire agavaayo goleka nga bwewaliwo abantu abalumiziddwa mu bulumbaganyi buno, obuteberezebwa okuba nga bukoleddwa oluvanyuma lwa bbomu etegeddwa mu motoka. Gyebuvuddeko banalukalala ba al-Shabab 10 beebafira mu bulumbaganyi […]

Abe Banda basenguddwa

Ali Mivule

July 5th, 2014

No comments

Abantu okuva mu maka agasoba mu 200 e Banda beebakaaba oluvanyuma lwa Kampala Capital City authority okusanyawo amaka gaabwe. Kino kikoleddwa okuzimba paaka omunasimba emmotoka ze Nakawa ezigenda okusengulwa akadde konna Omwogezi wa KCCA Peter Kawuju agamba nti bagaala kukendeezaa ku mujjuzo mu kibuga. Wabula […]

Atomedde abantu ayise ku lugwaayu

Ali Mivule

July 5th, 2014

No comments

Abatuuze be Masajja mu gombolola ye Makindye  baliko omusajja gwebakubye emiggo egyibuzeeko akatono okutta,oluvanyuma lw’okutomera abantu 3. Omusajja ono atanategerekeka mannya abadde avuga emotoka y’ekika kya Mark 2, kigambibwa nti abantu bano abatomeredde ku luguudo lye Salaama, n’agezaako okudduka kyokka ng’aba aba boda boda nebamusimbako. […]

Ono yawasa abalongo

Ali Mivule

July 4th, 2014

No comments

  Omusajja ono yye yasalawo kwagala abalongo nga kati bamaze emyezi 18 . Tebafunangako buzibu bwonna yadde abalongo okulwana.

Abantu akakadde kalamba banywa sigala

Ali Mivule

July 4th, 2014

No comments

Kikakasiddwa nga bana Uganda 1.3 bwebafuweeta oba okukozesa taaba. Alippota empya eraga nti bana Uganda 8 ku 10 bakozesa ebintu ebiva mu taaba. Okunonyereza kuno okwakolebwa mu mwezi gwa November era nti abasajja 11%  banywa taaba ate abakyala 4.6% nabo bakozeza taaba. Akulira okunonyereza mu […]

Abakwatiddwa ku Forest mall tebabadde batujju

Ali Mivule

July 4th, 2014

No comments

Poliisi egamba nti abantu ababiri abakwatiddwa okuva ku Forest Mall tebaabadde batujju. Kigambibwa nti abakwatiddwa abadde mukyala ne mutabani we nga bagenze kukolebwaako. Meheleti  Beheran  65 ne mutabani we poliisi egamba nti nzaalwa ze Eritrea. Omwogezi wa poliisi Fred Enanga atugambye nti nga bamaze okwekeneenya […]

Adam Kalungi ayimbuddwa- Talina musango

Ali Mivule

July 4th, 2014

No comments

Eyali muganzi w’omubaka omugenzi Cerina Nebanda ayimbuddwa. Kkooti enkulu mu kampala ng’ekubirizibwa Lameck Mukasa ejjeeko Kalungi emisango egyaali gimusingisiddwa era n’ayimbulwa Omulamuzi agambye nti Kalungi ssi musawo nti yeeyalina okujjanjaba Nebanda ate ng’era yakola kyonna ekisoboka okutaasa obulamu bwe naye nebigaana Mukasa agamba nti akalwaliro […]

Abagambibwa okuba abatujju bakwatiddwa mu kampala

Ali Mivule

July 4th, 2014

No comments

Abasajja babiri abagambibwa okubeera abatujju bakwatiddwa kju kizimbe kya Forest mall mu kampala. Omu ku bbo abadde ayambadde ng’omukyala. Kigambibwa okuba ng’ababiri bano poliisi yabalinnye kagere okuva ku kisaawe entebbe okutuuka w’ebakwatidde

Ebyokwerinda Binywezeddwa ku Kisaawe Kyenyonyi Entebbe

Ali Mivule

July 4th, 2014

No comments

    Eby’okwerinda Byongedde okuywezebwa ku kisaawe ky’enyonyi Entebbe oluvanyuma lw’abatujju okutiisatiisa okulumba eggwanga olunaku olw’eggulo. Buli ayingira n’afuluma ekisaawe kati ayazibwa buli kantu nga n’ebifo ewayazibwa abantu kumpi n’ekisaawe kino byongeddwako. Ye  omwogezi wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga agamba nti abantu tebasanye kutya […]

Uganda Cranes Kati Yakuzanya Mauritania-Equatorial Guinea Egobeddwa

Ali Mivule

July 4th, 2014

No comments

Eggwanga lya Equatorial Guinea ligobeddwa mu kusunsulamu abanetaba mu mpaka za Africa  eza 2015 lwakuzanyisa muzanyi atali munansi. Bano baawandulamu eggwanga lya  Mauritania ku mugatte gwa ggoolo 3-1 mu luzanya olwayita wabula nebabawawabira lwakuzanyisa Thierry Fidjeu Tazemeta enzalwa ya Cameroon. Kati kino kitegeeza Uganda yakuzanya […]