Ebyobulamu

Sukaali atuuza abazungu obufofofo

Ali Mivule

June 23rd, 2014

No comments

Mu ggwanga lya Bungereza abalwanyisa obulwadde bwa sukaali bagaala wabeewo emisolo emikakali ku sukaali Ab’ekibiina ekya Action on Sugar baliko ensonga musanvu zebalambuludde nga bagamba nti zeezivuddeko obulwadde buno obweyongera naddala ku baano Muno mwemuli eby’okunywa kko n’emmere ebijjudde sukaali nga buli omu byetettanira Bagaala […]

Ngenda kwesimbawo mu 2016- Prof Bukenya

Ali Mivule

June 23rd, 2014

No comments

Eyali amyuka omukulembeze w’eggwanga Prof Gilbert Bukenya wakwesimbawo mu mwaka 2016. Kiddiriddeekibinka ky’abavubuka mu NRM okuzinda amaka ge enkya ya leero nga bagaala alangirire oba aneesimbawo oba nedda bategeere nga bukyaali Bukenya agambye nti mwetegefu okwesimbawo ku lulwe ekibiina nebwekinaaba tekimuwadde bendera. Ono azzeemu okuwera […]

Poliisi etubidde ne piki

Ali Mivule

June 23rd, 2014

No comments

Poliisi wano mu Kampala ekyatubidde ne zi bodaboda eziwera nga bananyini zo bakwatibwa batisse omuntu asukka mw’omu. Omwaka guno poliisi yateekawo amateeka g’okukwata boda ezitikka omuntu asukka mw’omu era nga ebikwekweto birese pikipiki nyingi ziyooleddwa. Omwogezi wa poliisi mu Kampala n’emiriraano Patrick Onyango agamba kati […]

Okwoota omusana ssi kirungi

Ali Mivule

June 23rd, 2014

No comments

Omuntu okumala ebbanga ng’ayota omusana kisobola omufuuka omuze ate nga kyabulabe. Omusana ono gukaza olususu ekiyinza okuvaamu endwadde endala omuli n’okukaza omubiri. Okunonyereza kuno kukoleddwa ku mmese nga kati ekirindiriddwa kugezesebwa ku bantu. Wabula ate bannasayansi abalala bagamba nti okugamba nti okwoota omusana guyinza okufuuka […]

Essomero teririna kabuyonjo

Ali Mivule

June 23rd, 2014

No comments

Abakulu b’essomero lya Nakyesa Bright Future Primary School mu disitulikiti ye Kayunga bekubidde enduulu ku ssomero  eryaggalwa lwabutaba na kabuyonjo. Akulira essomero lino, Anthony Gabunga  agamba kati abayizi abasoba mu 700 bakoseddwa nga tebasoma lwabutaba na kabuyonjo. Bano kabuyonjo gyebalina yagwamu nga abayizi kati ensiko […]

Olukwe oluluma Yuganda luwedde- Poliisi esabye abantu okwerinda

Ali Mivule

June 23rd, 2014

No comments

Poliisi yakuno eyongedde amaanyi mu kuyigga abagambibwa okubeera abatujju 9 abagala okulumba eggwanga. Poliisi yakuno kati ekolagana n’ezamawanga agaliranyewo okugwa mu buufu b’wabakambwe bano nga era kuliko  lbrahim ahmed, Mohamad nur Aden, Abdirazack Hirsi Yusuf n’abalala bataano.  Omwogezi wa poliisi mu ggwanga  Fred Enanga agamba […]

Air Uganda eyimiriziddwa okusabaaza abantu

Ali Mivule

June 20th, 2014

No comments

KKampuni ya Air Uganda ayimiriziddwa okusaabaza abantu ku nyonyi zaayo. Kiddiridde kkampuni eno okujjibwaako ebiwandiiko ebibadde bigikkiriza okukola omulimu muno. Omwogezi w’ekitongole ekikola ku ntambula y’enyonyi ekya Civil Aviation Authority, Ignie Igundura akakasizza amawulire gano n’ategeeza nga bwebakyekebejja enyonyi za kkampuni eno okulaba oba zituukagana […]

Natti ku Uganda- Gavumenti tetidde

Ali Mivule

June 20th, 2014

No comments

Gavumenti egamba nti tejja kumpondoka nti ewagira bisiyaga yadde enatiisibwatiisibwa. Kino kiddiridde gavumenti ya America okulangirira natti ku Uganda ng’abo bonna abalwanyisa abasiyazi ssibakukkirizibwa mu ggwanga lino era nga n’ensimbi zenyini America z’essa mu byobulamu, ebyamaggye ne poliisi ezisazeeko. Omubaka akiikirira abantu be Ndorwa mu […]

Abeekalakaasa n’embizzi basindikiddwa Luzira

Ali Mivule

June 20th, 2014

No comments

Abavubuka ababiri abakwatibwa nga beekalakasa n’embizzi ku palamenti bagguddwaako emisango n’oluvanyuma nebasindikibwa e Luzira Norman Tumuhimbise ne Robert Mayanja balabiseeko mu maaso g’omulamuzi w’eddaala erisooka Erias Kakooza nebasomerwa emisango esatu Kuno kwekubadde egw’okusalimbira mu kifo gyebatalina kubeera n’okuyingirira emirimu gya palamenti Kigambibwa okuba nti bano […]

Eyazaalibw an’amagulu ataano asiibuddwa

Ali Mivule

June 20th, 2014

No comments

Omwana eyazaalwa n’amagulu ataano asiibuddwa okuva mu ddwaliro e Mulago. Abakugu mu ddwaliro e Mulago bamwekebezza era bakadde be nebabawa omwezi gumu okukima ebinaava mu kukebera Bazadde b’omwana ono okuli Boniface Okongo ne Margaret Awino bagamba nti omwana ono ali mu mbeera nnungi nga kati […]