Emboozi

Mu Misiri bitabuse

Ali Mivule

July 2nd, 2013

No comments

Omukulembeze w’eggwanga lya Misiri , Mohammed Murisi agamba nti teyebuuziddwaako maggye nga tegannatandika kumulagira kukola ku katuubagiroa kali mu ggwnaga ly’akulira   MUrsi agambye nti mu kaseera kano ekikulu kuteeesa sso kukayaana   Ab’amaggye bavuddeyo dda nebawa mursi essaawa 48 okukola ku kwemulugunya okuvuddeko owkekalakaasa […]

Abakola amazzi bajulidde

Ali Mivule

July 2nd, 2013

No comments

Abakozi b’amazzi n’abasogola juice bakusimbira ekuuli omusolo omupya ku mazzi.3   Bamu basisisnkanyeemu minister w’ebyobusuubuzi Amelia Kyambadde bagambye nti ekikolw akya gavumenti kyabakuba wala n’okubalekera ebibuuzo ku mugaso gw’okwegatta ku mawnaga amalala.   Bakulembeddwaamu Gordon Wavamunno nga bagaala omusolo guno okukendeera okuva ku bitundu 15 […]

Col Shaban Bantariza aggaliddwa

Ali Mivule

July 2nd, 2013

No comments

Eyali omwogezi w’amaggye g’eggwanga Col Shaban Bantariza asindikiddwa mu kkomera   Ono nno yakalondebwa okumyuuka omwogezi w’ekitebe kya gavumentie kya mawulire era nga yeeli akulira ettendekero ly’abakulembeze erya gavumenti Alabiseeko mu maaos g’omumyuka w’akulira kooti y’amaggye Brig Moses Ddiba Ssentongo.   Aguddwaako emisnago gy’obukumpanya.   […]

Abavubi beekalakaasiza

Ali Mivule

July 2nd, 2013

No comments

Abavubi ku mwaalo gwe katosi bavudde mu mbeera nebeekalakaas lwakubagaana kuvuba   Bano balumbye abakulembeze ba district beebagamba beebasinze okubalinnyira mu mugaati   Abavubi bano balagiddwa obutavuba okumala eyezi esatu okusobozesa ebyenyanja okukula   Abavubi bano kigambibwa okuba nga bavuba nnyo obwenyanyanja obuto ate nga […]

Ab’omuliro bafunye obuyambi-abalala balinze mirambo

Ali Mivule

July 2nd, 2013

No comments

Gavt etuukirizza ekisuubizo kyokuliyirira abo abajiiride mumuliro e namungoona oluvanyuma lwekimotoka kyamafuta okwabika. Abantu 13 bebakafuna obukadde 5 kwaabo 52 abalina okuliyirirwa ensimbi zino. Omukungu okuva mu maka gomukulembeze weggwanga  Ruth Nakyobe agamba abo abfiira mumuliro guno, bazadde baabwe bebagenda okuweebwa sente zino oba abenganda […]

Katemba

Ali Mivule

July 1st, 2013

No comments

Katemba taggwa mu nsi muno.   Mu ggwanga lya America, kkampuni emu ekoze ekipipa bya kasasiro mu kifanaanyi ky’okusajja ng’ayambadde engoye ez’omulembe   Kkampuni eno ekoze engoye endala z’etadde ku bud dole era nga kino kisanyukirizza ddala abantu.   Abamu ku bantu abalabye ku bipipa […]

Aronda bamutabukidde

Ali Mivule

July 1st, 2013

No comments

Abavuganya mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga balinnye mu Kyoto nga bagamba nti teri kuyisaamu muduumizi w’amaggye kufuuka minister nga tamaze kulekulira kugavaamu Kiddiridde palamenti okugoba eyali omuduumizi w’amaggye eno nga tebamuyisangamu olw’ensonag nti akyaali munnamaggye omukulu ng’alina kusooka kulekulira Omubaka wa municipaali ye masaka nga naye […]

KI loole ekirala kigudde

Ali Mivule

July 1st, 2013

No comments

Omusajja omu addusiddwa mu ddwaliro nga biwala ttaka ki fuso bwekiremedde omugoba waakyo. Bino bibadde ku ssekabaka ku luguudo oluva e Wakaliga okudda e Nateete.   Ki loole kino no. UAJ 341 M kibadde mu jaamu kyokka nga bwekisimbudde kigaanye okusiba era dereeva waakyo mu […]

Abaana basirikkidde mu muliro

Ali Mivule

July 1st, 2013

No comments

Abaana babiri baasirikkidde mu muliro ogukutte enyumba e Mukono. Bino bibadde ku kyaalo Ssugu mu ggombolola ye Mpata mu district ye Mukono. Abagenzi bategerekese nga Christine Nakanwagi ow’emyaka 6 ne Irene Namatovu ow’emyaka 4 Maama w’abaana bano, Julian Nakakande agamba nti abantu abatannategerekeka bakumye omuliro […]

President Museveni wakuyamba abayidde

Ali Mivule

July 1st, 2013

No comments

President Museveni asuubizza okukwatiza ku bantu abakoseddwa omuliro e Namungoona. President agamba nti kyannaku okulaba nti abantu baafudde kyokka era nasaba abavubuka okukoma okulwanyisa enteekateeka za gavumenti ez’okutondawo emilimu kubanga kyekivaako embeera eyavuddeko okufa Omuwendo gw’abantu abakafa oluvanyuma lw’okwokebwa omuliro ogwavudde mu kimmotoka ekyabadde kitwala […]