Ebyobusuubuzi

Teri kukendeeza bibaluwa

Ali Mivule

July 3rd, 2013

No comments

Gavumenti esimbye nakakongo nga bw’etagenda kujjawo mateeka mapya ku byentambula Kino kiddiridde ba deeeeva ba taxi okwekalakaasa nga bagamba nti amateeka amapya gagendereddwaau kubalemesa kyakulya Minister omubeezi akola ku byentambula, Stephen Chebrot agamba nti ebibonerezo ebiggya bigendereddwamukugolola ba dereeva ttumba era nga ssibyakukyuuka Minister abadde […]

Omusajja gwebatemako omukono aguzudde

Ali Mivule

July 3rd, 2013

No comments

Omusajja enzaalwa ye Vietnam eyatemwaako omukono emyaka egisoba mu ana  emabega agufunye Nguyen Hung yakubw aamasasi ku mukoo abajaasi ba America mu mwaka gwa 1966 era nebamusalako omukono kyokka ng’omusawo eyakikola yasalawo okuguterela okujjukirirako olutalo lwa Vietnam ne America Omuukono gwavunda era n’asalawo okutereka amagumba […]

300 bayoleddwa mu kikwekweto

Ali Mivule

July 3rd, 2013

No comments

Poliisi ekoze ekikwekweto tokowenja okufuuza abbabbi abakutte wansi ne waggulu mu bugwanjuba bw’eggwanga. Abantu abasoba mu 300 beebayoleddwa mu kikwekweto kino nga bano bagyiddwa mu mayumba gaabwe, ‘ebifo ebilala poliisi bw’eyise.   Ekikwekweto kino kyetabiddwaamu ne bannamaggye   Ebissi ebyenjauwlo bizuuliddwa omuli obwambe, ebiso n’ebilala. […]

Omusibe bimusobedde

Ali Mivule

July 3rd, 2013

No comments

Omusajja abadde yeevuga okugenda mu komera okumalayo ekibionerezo kye ekyokusibw ku wiikendi akiguddeko.   Jorden Morin, 25, abadde agenda  mu komera police nemukwaata lwakuvuga motoka nzibe. Ono ku kibonerezo ayongeddwako enaku 120 lwakweyisa bubi nga akyaali musibe saako nemyeezi emirala 6 olwokukwaatibwa nekintu ekibbe.  

Cranes yesunga

Ali Mivule

July 3rd, 2013

No comments

Coach wa tiimu yomupiira eya Uganda cranes , Mulitin ‘Micho’ Sredojevic ayagala tiimu ezanyemu omupiira gwomukwaano nga tebanazanya ggwanga lya tanania mumpaka zokusunsulamu abaneetaba mu za Africa ezabazanyira awaka,   Micho agamba tiimu gyeyalonze yeetaaga omupiira guno okufuna obumanyirivu nga beeetegekera omupiira gwa Tanzania.   […]

Misiri bunkenke

Ali Mivule

July 3rd, 2013

No comments

Mu misiri obunkenke bweyongedde nga nsalesale wamaje okuyingira munsonga zabeekalakaasa agenda aggwayo  Okwekalakaasa kukyagenda maaso mu libuga cairo mu kibangirizi kya tahriri square nga abamisiri baagala president mursi alakulira nga bagamba nga mpaawo kyabayambye. Amajje olunaku lwegulo gaawadde mursi esaawa 48 zokka nga akakanyizza embeera […]

Namungoona- Omulala afudde

Ali Mivule

July 3rd, 2013

No comments

Omuntu omulala ku balwadde abali mu ddwaliro e Mulago , abaayidde omuliro, afudde. Patrick Sserunkuma afudde olw’ebiwundu ebingi by’abadde nabyo. Ekimotoka ky’amafuta kyayabika ku lwomukaaga oluwedde,oluvanyuma lw’okutomerwa mmotoka endala, nekikwata omuliro opgwayokya enyo abaali balinaayewo saako abagendayo okusema ku mafuta agaali gakulukuta. Kati omuwendo gw’abaakafa […]

Emilimu gisanyaladde mu kibuga

Ali Mivule

July 3rd, 2013

No comments

Police efuuyidde amazzi agabalagala okugumbulula abawagizi beyali senkagale wa FDC ne lord mayor wa kamapala SER abeesozze ekizimbe ekimu ku luguudo lwa luwum street. Besigye Ne Lukwago bagenze kusisisnkanamu munamateeeka waabwe Radislas RWakafuuzi ku musango ogubavunaanibwa ogwokukuba olukungaana mungeri emenya amateeka. Besigye ategeezeza nga bweyeewunyizza […]

Gogolo mu Japan

Ali Mivule

July 2nd, 2013

No comments

Abatambuze mu kibuga Tokyo ekya Japan kati bali mu gogolo   Kidiridde olufu okuyiika nga lusereera nga ssabuuni era ngomuntu aba tasobola kutambula     Mu kusooka abantu balowoozezza nti muzira kyokka kyabaweddeko okulaba nga basereera buseerezi

Teri nguuli

Ali Mivule

July 2nd, 2013

No comments

Akakiiko kategezezza nti munkola eyokunyeza effujjo nebyokwerinda,tekagenda kukiriza muwagizi yenna kuyingiza obakutundira mwenge mukisaawe e’Nakivubo e’Ffume bwelinaaba liggulawo ne Mbogo mumipiila gyebika ebyomulundi agwe 69th.   Empaka zomulundi guno zetabidwamu ebika 43 era omutanda yasiimye okuggulawo empaka zino kulwomukaaga nga 6th omwezi guno.