Amawulire

Aronda bamutabukidde

Ali Mivule

July 1st, 2013

No comments

Aronda

Abavuganya mu Lukiiko olukulu olw’eggwanga balinnye mu Kyoto nga bagamba nti teri kuyisaamu muduumizi w’amaggye kufuuka minister nga tamaze kulekulira kugavaamu

Kiddiridde palamenti okugoba eyali omuduumizi w’amaggye eno nga tebamuyisangamu olw’ensonag nti akyaali munnamaggye omukulu ng’alina kusooka kulekulira

Omubaka wa municipaali ye masaka nga naye yoomu ku basusnsula, Mathius Mpuuga agamba nti embeera no yeemue kyalemesezza n’omumyuuka wa minister ku nosnga z’amaggye okutuus anga naye alekulidde

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *