Ebyobulamu
Okwerabira kuva ku ndya mbi
Abakugu mu byobulamu bakizudde nti omuntu obutaba na kirungo kizimba mubiri kimuviirako obutakwaasa mangu bimusomesebwa mu kibiina n’okwerabirarabira. Bakagezi munyo bano okunonyereza kuno bakutadde mu kitabo ekimanyiddwa nga writing in Nature Medicine, nga bagamba nti baatunulidde bantu abawera abeerabirarabira nebakizuula nti abasinga tebayina kiriisa […]
Abe Kyambogo balonda
Abayizi mu ttendekero ly’e Kyambogo balonda leero omukulembeze waabwe. Okusinziira ku akulira akakiiko k’ebyokulonda ku ttendekero lino, Derrick Yiga, ebikozesebwa byonna bituuse mu budde. Yiga agamba nti baasabye abasirikale ba police abalala bongerwe ku ttendekero lino olw’okwewala obuvuyo bwonna. Okulonda kuno kutandise ku ssaawa 2 […]
Mugende mpola
Mufti wa Uganda sheikh shaban Mubajje asabye ababaka ba parliament bagende mpola ku tteeka erirungamya abafumbo erya marriage and divorce bill. Mubajje agamba nti etteeka lino likyalimu ebirumira bingi ebisaana okusooka okugonjoolwa. Mubajje okusaba kuno akukoledde Kamuli mu kulayiza district Kaddi omujja Ismail Kazibwe. […]
Gwebafumita ekiti mu mbugo ayambiddwa
Omwana ow’emyaka omukaaga eyafumitibwa ekiti mu mbugo afunye obuyambi. Nyina w’omwana ono omuto Madina Nanangwe yakwata ekiti n’akisindika mu bukyala bw’omwana ono n’amala nawaaba ku poliisi nga omwana bweyali asobezeddwaako. Ab’eddwaliro ekkulu e Kamuli bakwataganye ne plan Uganda okuyamba omwana ono okufuna obujjanjabi n’okulabirira omwana […]
Omulamuzi Byamugisha aziikwa ku Sande
Ekitongole ekiramuzi kironze omulamuzi Stephen Kavuma ng’amyuka ssabalamuzi ow’ekiseera oluvanyuma lw’okufa kwa Constance Byamugisha Byamugisha afudde enkya ya leero oluvanyuma lw’okumala akabanga ngatawanyizibwa ekirwadde kya kokoolo w’amabeera Zzo enteekateeka z’okumuziika nazo zimaze okufulumizibwa. omugenzi wakusabirwa olunaku lw’enkya ku ssaawa nnya ku Kkanisa ya Bajulizi e […]
Omulambo mu mwaala
Ekikangabwa kibuutikidde abatuuze b’omu mayinja zooni ku kyualo Kitebi ekisangibwa mu divisoni y’e Lubaga, bwe bagudde ku mulambo gw’omusajja. Ono alabise nga muvubuka atemera mu gy’obukulu 24, omulambo gwe gubaddeko ebisago nga kirabika nti yakubiddwa n’oluvanyuma n’awalulwa nasuulibwa mu mufulejje. Akulira poliisi y’e Katwe , […]
Okwemwa ssi kulungi
Abasawo bazudde akabi akali mu kusalira ebitundu by’ekyama Bano bagamba nti omuntu yenna gy’akoma okukola kino gy’akoma okulinyisa emikis agye egy’okufuna obulwadde obukwata ensusu. Kino kiva ku lususu okuba nga lwereere olwo obuwuka nebwegazaanya Okunonyereza kuno kukoleddwa ku balwadde 30 mu ggwnaga lya Bufaransa.
Omusomi w’amawulire kimuweddeko
Omusomi w’amawulire ku TV bimukalidde ku matama bw’asomye agakwata ku yye kenyini mu butanwa Ono abadde agenda mu maaso nokusoma nebamuleetera agatalinda era bw’atyo naye n’atandika okusoma kyokka agenze okulaba nga asoa bimukwtakako. Mu kwekanga asikatidde era wnao muganzi wenayingira studio n’akka wansi […]
Hamis Kiiza e sserunkuuma ssibakuzannya
Nga Tiimu y’eggwang eya Uganda cranes ekyagenda mu maaso n’okutendeka, muyizi tasubwa Hamis Kiiza ne Daniel Sserunkuuma ssibakukoona ku kapiira Bano tebagenda kwegatta ku tiimu kwolekera eggwanga lya Liberia oluvanyuma lw akooki okubasuula ebbali SSerunkuuma yegasse ku Brian Umony nate atagenda kusamba
Ebeeyi y’amata yakulinnya
Abawooerwa amata beesibe bbiri Gavumenti erangiridde ng’ebeeyi yamata n’ebikolebw amu ata bwegenda okulinnya. Minister akola ku byensolo, maj Bright Rwamirama agaba nti kino kivudde ku kukaka abasunzi b’amata okubeera nebyuuma by’omulembe Rwamirama agaba nti mu kadde kano akakadde kano, amata agaweza liita akakadde […]