Emboozi

Omusajja gwebatemako omukono aguzudde

Ali Mivule

July 3rd, 2013

No comments

Omusajja enzaalwa ye Vietnam eyatemwaako omukono emyaka egisoba mu ana  emabega agufunye Nguyen Hung yakubw aamasasi ku mukoo abajaasi ba America mu mwaka gwa 1966 era nebamusalako omukono kyokka ng’omusawo eyakikola yasalawo okuguterela okujjukirirako olutalo lwa Vietnam ne America Omuukono gwavunda era n’asalawo okutereka amagumba […]

Omusibe bimusobedde

Ali Mivule

July 3rd, 2013

No comments

Omusajja abadde yeevuga okugenda mu komera okumalayo ekibionerezo kye ekyokusibw ku wiikendi akiguddeko.   Jorden Morin, 25, abadde agenda  mu komera police nemukwaata lwakuvuga motoka nzibe. Ono ku kibonerezo ayongeddwako enaku 120 lwakweyisa bubi nga akyaali musibe saako nemyeezi emirala 6 olwokukwaatibwa nekintu ekibbe.  

Misiri bunkenke

Ali Mivule

July 3rd, 2013

No comments

Mu misiri obunkenke bweyongedde nga nsalesale wamaje okuyingira munsonga zabeekalakaasa agenda aggwayo  Okwekalakaasa kukyagenda maaso mu libuga cairo mu kibangirizi kya tahriri square nga abamisiri baagala president mursi alakulira nga bagamba nga mpaawo kyabayambye. Amajje olunaku lwegulo gaawadde mursi esaawa 48 zokka nga akakanyizza embeera […]

Gogolo mu Japan

Ali Mivule

July 2nd, 2013

No comments

Abatambuze mu kibuga Tokyo ekya Japan kati bali mu gogolo   Kidiridde olufu okuyiika nga lusereera nga ssabuuni era ngomuntu aba tasobola kutambula     Mu kusooka abantu balowoozezza nti muzira kyokka kyabaweddeko okulaba nga basereera buseerezi

Mu Misiri bitabuse

Ali Mivule

July 2nd, 2013

No comments

Omukulembeze w’eggwanga lya Misiri , Mohammed Murisi agamba nti teyebuuziddwaako maggye nga tegannatandika kumulagira kukola ku katuubagiroa kali mu ggwnaga ly’akulira   MUrsi agambye nti mu kaseera kano ekikulu kuteeesa sso kukayaana   Ab’amaggye bavuddeyo dda nebawa mursi essaawa 48 okukola ku kwemulugunya okuvuddeko owkekalakaasa […]

Katemba

Ali Mivule

July 1st, 2013

No comments

Katemba taggwa mu nsi muno.   Mu ggwanga lya America, kkampuni emu ekoze ekipipa bya kasasiro mu kifanaanyi ky’okusajja ng’ayambadde engoye ez’omulembe   Kkampuni eno ekoze engoye endala z’etadde ku bud dole era nga kino kisanyukirizza ddala abantu.   Abamu ku bantu abalabye ku bipipa […]

Omusota gubozze bebi

Ali Mivule

June 25th, 2013

No comments

Omwana ow’emyezi omukaaga abadde azanyisa omusota n’agussa mu kamwa gumusse Omwana ono abadde atuuziddwa ku kabalaza nga nyina ali mu kwanika ngoye. Omwana ono nyina kimuweddeko okusanga mutabani we ng’agudde eri alambadde ng’omusota gumuli mu kamwa Bino bibadde masaka  

Enviiri z’okukifuba zitunda nga buwuka

Ali Mivule

June 24th, 2013

No comments

Emisono tegiggwa munsi muno.   Mu ggwanga lya Bungereza omu ku bayiiya emisono, awalakase abasajja abyooya ku bifuba n’akolamu jacket ey’omulembe.   Ono kyamutwalidde essaawa 200 okukungaanya enviiri z’abasajja bano okufuna ezimumala okukola jacket eno.   Kkampuni enkozi y’amata emanyiddwa nga Arla yeetongozezza jacket eno […]

Omwana alemedde mu kisero

Ali Mivule

June 24th, 2013

No comments

Omwana abadde azannya alemedde mu kisero ky’engoye mw’abadde azanyira. Omwana ono abadde azadde jangu onkwekule ne maama we kyokka n’atasobola kuva mu kisero kino Poliisi eduukirira ebibamba eyitiddwa bukubirire era y’etaasizza omwana ono.   Omwana ono ekirungi nti tafunye bulabe bwonna.

Ekiwaani ky’enviiri kibizadde

Ali Mivule

June 24th, 2013

No comments

Omukyala eyasaze olukujjukujju omwana we n’awangula empaka z’enviiri ali mu kattu Mpaka z’abadde z’ani asinza enviiri ezirabika obulungi era omukyala ono Sohila teyabiruddemu n’agula ki wiigi. Yakyambazza omwana we eyali yakutuka enviiri bw’atyo n’awangula. Abantu abaalabye omwana ono ow’emyezi ekkumi nga nyina amuyingiza mu kizimbe […]