Olwali

Ani asinga ekirevu ekiwanvu

Ali Mivule

May 1st, 2013

No comments

Gyo emizanyo munsi mingi nyo era tegigwayo. Mu Germany abaayo bategese empaka zabasajja abasinga okubeera n’ebirevu ebirungi nebiwanvu.   Abasajja abalina ebirevu ebiwanvu nemisono egyenjawulo beesowoddeyo okwewangulira ekirabo kino. Ba mandeevu ababuli kala baakede bagende beepime ani asinga.   Wabula awangudde empaka zino Bert Reynold’s  […]

Enjovu enzibi

Ali Mivule

May 1st, 2013

No comments

Kati abantu sibeebokka abagezi munsi, nebisolo ebigezi gyebiri munsi.   Mu hungary waliyo enjovu enzibi. Enjovu eno eteega balamuzi era nga obubbi buno ebumazemu ebanga dene.   enjovu eno eyakazibwako erya Gemunu egera abalambuzi bafulumye mumotoka zaabwe, olwo nga eyisamu olumwa lwaayo oluwanvu nga apakula […]

Abongezza omusaala

Ali Mivule

May 1st, 2013

No comments

Nga bweruli lunaku lw’abakozi, era abakozi basaana okuddizibwa ko. Mu kibuga  New York nanyini kampuni emu ayongezza abakozi be bonna omusaala. Wabula sibya bwerere, osooka kuteekawo mubiri nebakukubako tatu yakabonero ka  kampuni ekiraga nti ddala ogyaagala nyo era ekuli mumusaayi.   Abakozi abasoba mu 40 […]

Embwa evuga emmotoka

Ali Mivule

April 30th, 2013

No comments

  Ebyewuunyisa tebiggwa mu nsi. Embwa eno evuga bulungi emmotoka oluvanyuma lw’okutendekebwa mukama waayo Erabiddwaako ku nguudo ze Brooklyn ng’enyoola stirling era ng’eobwedda bw’ekyuukakyuuka okutunula buli ludda nga bw’evuga

Bakabasanya abaana

Ali Mivule

April 30th, 2013

No comments

Abasajja 2 bakwatiddwa mu kibuga Manchester lwakukakana ku kalenzi akemyaaka 14 nebakaka omukwaano gwokukavuga olupanka. Alex Wilson-Fletcher, 42, and Abdelkader El Janabi, 55, baalumba akalenzi kano akaali kayingidde kabuyinzo neboolesa empisa ensiiwufu, oluvanyuma lwokukakakanako nebakagula buutu.   Baabuwe bano beerabidde nti mu tooyi namwo mulimu […]

Obuseegu e Bungereza

Ali Mivule

April 30th, 2013

No comments

Banange obuseegu bususse munsi. Mu saza lya Southampton mu gwanga lya bungereza abaana abali wansi wemyaaka 13 bawanisizza bazadde baabwe emitima lwakukeera kweesa mpiki zamukwaano nga tebaneetuka. Obulenzi obutanayiga nakwekuuta, bwekubisa nebifaananyi byobuseegu nebubiweereza obuwala nga bubusaba omukwaano.   Ebikolwa bino bisinze kweyolekera mu somero […]

Ali Mivule

April 30th, 2013

No comments

Buli omu n’omulimu gwe era nga bangi basaamu ebisoko okusikiriza abaguzi   Nono masiikini yayiiyizzaayo akapya mu mu mulimu gwe ogwokusabiriza. Yafunye ebbakuli buli emu nagiteekako erinya lyediini eyenjawulo omuli, abaddu ba Allah abasiramu, abakatoliki, abakkiriza mu buda, nabakaafiri. Oluvanyuma yatimbye ekipande ekirala ekisoma nti […]

Nakivubo agguddwa

Ali Mivule

April 30th, 2013

No comments

Oluvanyuma lwa sabiiti ttaano ng’ekisaawe kye Nakivubo kigaddwa, kyaddaki kiguddwaawo   Ab’ekitongole ekiwooza ekya Uganda Revenue authority bategeraganye n’abaddukanya ekisaawe kino era nga kigguddwaaow   Abe Nakivubo bawaddeyo obukadde 50 awamu n’okusasula ba wanyondo aba Ismba speed auctioneers   Manager w’ekiwsaawe kino, Ivan Lubega agamba […]

Zzaala abizadde

Ali Mivule

April 25th, 2013

No comments

Omusajja ayitidde omuvubuka owemyaka 16 police lwakumubba nga bazanya omuzanyo gwa chess. Gabriel Mirza, 47 nga munansi we gwanga lya Romania yalumiriozza omuvubuka ono nga bwabadde agenda okuwangula omuzanyo, olwo akavubuka kano nekeetoololamu mu kabuyonjo nekakozesa compyuta nekasoma empiki gyabadde agenda okuzzako. Olukomyewo obwedda akavuya […]

Bamugobye lwa kuba mulungi

Ali Mivule

April 25th, 2013

No comments

Abantu bangi bagaala kubeera balungi naye ate ono abwevuma   Omusajja gw’oyiwaka amazzi g’onywa afumuuddwa mu ggwanga lya Saudi Arabia lwakuyitira bulungi Omar Al Gala munnakatemba ate ng’akuba ebifaanyi mu Dubai naye nga ebasajja banne babadde bamwegomba nnyo   Ono alina amaaso galoolabuloozi, n’akasusu era […]