Amawulire

Masaka yetaaga ssente kuzimba kitebe

Ali Mivule

October 21st, 2014

No comments

Abakulembeze mu disitulikiti ye Masaka beetaga akawumbi kalamba okumaliriza ekitebe kya disitulikiti Disitulikiti ye Masaka yadde yeemu ku zisinga obukulu mu ggwanga, terina kitebe oluvanyuma lwa Buganda okweddiza ebizimbe byaayo mweyali etuula Omulimu gw’okuzimba gwatanidka mu mwaka gwa 2012 ku ttaka erisangibwa mu Kizungu kyokka […]

Amataala g’obwereere gajja

Ali Mivule

October 21st, 2014

No comments

Mu kawefube ow’okutumbula amataala agatanywa nnyo masanyalaze, ekitongole ekirondoola ebyamasanyalaze mu ggwanga kyakugaba amataala gano eri abakozesa amasanyalaze Kino bagenda kukikola nga bali wamu ne minisitule ekola ku by’amasanyalaze kko UMEME Ng’ayogerako eri bannamauwlire mu kampala, omukulu mu kitongole kino Eng. Ziria Tibalwa Waako agambye […]

Aba pioneer babawaabye

Ali Mivule

October 21st, 2014

No comments

Babiri ku baali baddukanya kkampuni ya Pioneer easy Bus bakubiddwa mu mbuga za mateeka lwa mabanja. Eyabawola muyindi ategerekese nga Arvind Partel ng’ono ababanja obukadde 75. Ng’ayita mu balooya be aba Kaggwa and Kaggwa advocates, Patel agamba nti mu mwaka gwa 2009, yawa David Baingana […]

Abakolera mu paaka enkadde tebakyebaka

Ali Mivule

October 21st, 2014

No comments

Abantu abakolera mu paaka enkadde emitima gibewanise oluvanyuma lwa KCCA okuddamu okubajjukiza nti balina okusengula ebyaabwe Bano baali baweebwa ennaku 28 okwamuka paaka eno kyokka nga kati bongeddwaayo obudde okutuuka nga 31 omwezi gwa December. Omwogezi wa KCCA Peter Kawuju agamba nti bamaze okufuna kontulakita […]

Pistoruis asibiddwa emyaka etaano

Ali Mivule

October 21st, 2014

No comments

Omufubutusi w’embiro omulema munanansi w’eggwanga lya South Africa  Oscar Pistorius aggaliddwa emyaka 5 mu kkomera lwakusingisibwa musango gwakutta muganzi we  Reeva Steenkamp. Omulamuzi  Thokozile Masipa ategezezza nga ono bwasibiddwa olw’okubeera n’ekissi n’amusiba emyaka 5 yadde nga oludda oluwaabi lw’abadde lwagala asibwe emyaka egitakka wansi wa […]

Kasese basattira lwa Njovu

Ali Mivule

October 21st, 2014

No comments

E Kasese abatuuze basatidde oluvanyuma lw’enjovu okutoloka  okuva mu kkuumiro ly’ebisolo erya  Queen Elizabeth National Park kumpi n’essomero lya  Karambi Secondary School. Omu ku bakulira ekkuumiro lino , Nelson Guma akakasizza nga enjovu eno bweyawaguzza wabula n’asaba abatuuze okusigala nga bakkakamu kubanga ab’ekitongole ky’ebisolo byomunsiko […]

Kaihura aswazizza Omala, abe Makerere abagaanye okwongeza ebisale

Ali Mivule

October 21st, 2014

No comments

Ssabapoliisi w’eggwanga  Gen. Kale Kaihura ategezezza nga eky’abakulira ettedekero lino okwongeza ebisale by’okutikira abayizi bwekyabadde tekyetagisa era kisaana okuyimirizibwa mbagirawo. Nga ayogerako nebannamawulire, Kayihura ategezezza nga abakulira ettedekero lino bwebatalina lukusa kwongeza bisale byonna awatali kukakasibwa okuva eri gavumenti. Ono era aswazizza musajjawe abadde aduumira […]

Eyassa ejirita mu bitundu by’omwana eby’ekyama afunye omwaka gumu

Ali Mivule

October 21st, 2014

No comments

Kkooti e Masaka esibye omukyala eyasonseka obujirita mu mbugo z’omwana wa mujjawe owa wiiki 3 omwaka gumu gwokka. Omulamuzi  Mary Ikit y’akalize   Stella Namuwonge ebbanga lino n’ategeeza nga obujulizi bwonna bwebumulumise kale nga asana kubeera mu kkomera. Omulamuzi asinzidde ku alipoota y’omusawo  Dr.  Francis Ssenyonjo […]

Okunonyereza ku nfa ya Kasiwukira- abapoliisi bali mu kattu

Ali Mivule

October 20th, 2014

No comments

Abapoliisi abaasooka okutuuka mu kifo awaali akabenje omwafiira naggagga Kasiwuukira bakunonyerezevwaako Ekiwayi ekikwasisa abasirikale empisa kimaze okulagirwa okunonyereza lwaki abasirikale bano bakkiriza abantu okusalimbira mu kifo ekyaali kibaddemu akabenje Kasiwuukira yakoonwa mmotoka eyamuttirawo  ku lw’okutaano oluwedde bweyali akola dduyiro okumpi n’amaka ge e Muyenga Omwogezi […]

Ebye Makerere bisalibwaawo nkya

Ali Mivule

October 20th, 2014

No comments

Abakulembeze b’ettendekero lye Makerere bategeezezza nga bwebagenda okuvaayo n’eky’okukolera abayizi abeekalakaasa olunaku lw’enkya Kiddiridde abayizi okwekalakaasa olunaku lwaleero nga bawakanya eky’okwongeza ebisale by’okutikkirwa okuva ku mitwalo 9 okutuuka ku mitwalo 22 Mu kavuvungano, abayizi babiri beebalumiziddwa  nga poliisi egezaako okulemesa abayizi Kati amyuka ssenkulu Prof […]