Amawulire

Abasuubuzi batabukidde bannakenya

Ali Mivule

November 27th, 2014

No comments

Abasuubuzi mu Uganda bawadde gavumenti ya Kenya ennaku 14 okuta ebyamaguzi byaabwe byonna byebakwatira ku mwaalo e Mombasa Konteyina ezisoba mu 400 zeezitubidde ku mwaalo yadde nga banyini zo baasasula buli kimu. Mu lukiiko abasuubuzi lwebatuddemu basazeewo nti bakutandika okukozesa omwaalo gwe Dareesalam kubanga abe […]

Omwana eyatulugunyizibwa atwaliddwa e Mulago

Ali Mivule

November 27th, 2014

No comments

Poliisi ekyagenda mu maaso n’okunonyereza ku mwana agambibwa okutulugunyizibwa omukozi w’awaka. Omwana ono olwaleero atwaliddwa mu ddwaliro e Mulago okwekebejjebwa okulaba obuvune bweyafuna Omwogezi w’eddwaliro lye Mulago Enock Kusaasira akakasizza nti omwana ono abaddeko e Mulago era nebamwekebejja . Omwana ayogerwaako yeeyalabikira mu katambi ng’atulugunyizibwa […]

KCCA eyimirizza abasirikale baayo

Ali Mivule

November 27th, 2014

No comments

Ekitongole kya Kampala capital city authority kiwummuza abasirikale baakyo 59 lwampisa mbi Bino bizze wakati mu kwemulugunya nti abasirikale bano bayitirizza obukambwe nga bakola emirimu gyaabwe. Omwogezi wa KCCA Peter Kawuju agamba nti abamu ku bawummuziddwa beebasaba enguzi, n’okusiwuuka empisa nga bakola emirimu ekiswaaza ekitongole […]

KCCA yesambye eby’omwana eyattibwa

Ali Mivule

November 27th, 2014

No comments

Ab’ekitongole kya KCCA bakyesambye okwogera ku nsonga z’omwana Ryan Semaganda eyakoonebwa ku KCCA. Akulira abakozi mu Kibuga Jennifer Musisi olwaleero agaanye okubaako neky’anyega ku nsonga z’omwana ono yadde bannamawulire bafubye okumubuuza atuuse wa. Mu nsisinkano gyeyatulamu ne bazadde b’omwana ono, Musisi yasuubiza nti abantu ano […]

Gavumenti etandise okunonyereza ku bya Zziwa

Ali Mivule

November 27th, 2014

No comments

Gavumenti yakuno ssinsanyufu n’ekya palamenti ya East Africa okuwummuza sipiika waayo Margaret Zziwa Zziwa y’awumuziddwa olunaku olw’eggulo okusobozesa okunonyereza okugenda mu maaso ku bigambibwa nti y’akozesa bubi ofiisi ye n’emirimu okumulema.   Munna UPC Chris Opoka kati y’atudde mu ntebe ya Zziwa nga y’avulumula n’emmotoka […]

Olunaku lw’ebyobulamu lwakukwatibwa mu Buddu

Ali Mivule

November 27th, 2014

No comments

Enteekateeka z’okukuza olunaku lw’eby’obulamu  mu Bwakabaka bwa Buganda ziri mu giya nene mu ssaza lya ssabasajja e Buddu emikolo emikulu gyegigenda okukwatibwa. Ssentebe w’akakiiko akategesi  Dr. Stuart Musisi ategezezza nga abasawo abasoba mu 40 bwebaasindikiddwa dda e Buddu okuva e Kmapala nga bakujanjaba abantu ba […]

Museveni alabudde abavubuka

Ali Mivule

November 27th, 2014

No comments

Omukulembeze w’eggwanga  Yoweri Museveni asabye abavubuka beemalire mu bintu mwebanajja ensimbi mukifo ky’okwonona obudde nga beekalakaasa.   Agamba okwekalakaasa mpaawo kwekugenda kuyamba bavubuka bano kale nga basaana kwemalira mu mirimu ginababbulula kuva mu bwavu .   Museveni bino y’abyogeredde mu lukungaana lw’abavubuka wano mu kampala […]

Enjovu zibalumbye

Ali Mivule

November 27th, 2014

No comments

Abatuuze abasoba mu 300 mu disitulikiti ye Alebtong basula ku tebuukye oluvanyuma lw’enjovu 2 ezaakula neziwola okutoloka okuva mu kkuumiro ly’ebisolo.   Ssentebe wa LC 3  Geoffrey Ogoo ategezezza nga abatuuze be ku byalo okuli  Anara ne  Ogogong bwebatakyetaaya olw’enjovu zino. Agamba banji tebakyasula mu […]

60 basumattuse akabenje

Ali Mivule

November 27th, 2014

No comments

Abantu 6o  basimatuse okufiira mu kabenje akagudde kumpi n’ekibuga kye Wobulenzi baasi namba  UAU 708 B mwebabadde batambulira bw’eremeredde omugoba waayo neyekatta ennume y’ekigo. Omwogezi wa poliisi mu bitundu bino Lameck Kigozi ategezezza omugoba wa baasi ono bw’abadde agivulumula endiima ekivuddeko akabenje kano. Abafunye ebisago […]

Onegi Obel yejjerezeddwa

Ali Mivule

November 27th, 2014

No comments

Eyali ssentebe w’olukiiko olukulira  ekitavvu ky’abakozi ekya NSSF  Geoffrey Onegi Obel alya butaala. Omulamuzi wa kkooti ewozesa abalyake  Margaret Tibulya ategezezza nga oludda oluwaabi bwelwalemereddwa okuleeta obujulizi obulumika musajja mukulu ono. Onegi Obel abadde avunanibwa kukozesa bubi ofiisi ye n’okufiiriza gavumenti obuwumbi obuli eyo mu […]