Amawulire

Obubbi bwa mayinja e Mukono

Obubbi bwa mayinja e Mukono

Bernard Kateregga

August 28th, 2015

No comments

Abantu bomu byalo, abakuba amayinja e Buligobe ne Bwefulumya mugombolola ye Nama e Mukono balajanidde abakulembeze okubayamba kubabbulooka abababbako amayinja gaabwe nebatasasulwa. Ba councilor baabwe babadde babalmbuddeko eyo mu birombe, nebabategeeza nti waliwo babbulooka abatwala amayinja gaabwe mungeri yokubafera nebatasasulwa songa bakozesa amaanyi mangi nobudde […]

Akakiiko ke bye ttaka e Mukono balajanidde gavumenti

Akakiiko ke bye ttaka e Mukono balajanidde gavumenti

Bernard Kateregga

August 28th, 2015

No comments

Akakiiko akatwala ebye ttaka mu gombolola ye Mpatta e Mukono balajanidde gavumenti eveeyo eyingire mu nsonga ze ttaka lya gavumenti erikozesebwa mu kitundu kino mu bukyamu. Kino kiddiridde kampuni etamanyiddwako gyeyava okutandika okuyikuula omusenyu mu ttaka lya gavumenti nge’gombolola tekimanyiiko era tekifunamu. Mu lukiiko olutudde […]

Maj Gen Muntu ne Besigye akalulu kabawuuba

Maj Gen Muntu ne Besigye akalulu kabawuuba

Bernard Kateregga

August 28th, 2015

No comments

Abesibyewo ababiri ku ky’okukwatira ekibiina kya FDC bendera mu kulonda kwa pulezidenti Omwaka ogujja bali mu kunonya akalulu okusembayo nga balindirira ttabamiruka w’eklibiina omwaka ogujja. Olwaleero senkaggale w’ekibiina Maj Gen Mugisha Muntu wakusisisnkanamu abakungu b’ekibiina n’okukuba enkungaana e Fort portal ne Bundibugyo ayolekere Ntungamo olunaku […]

Abentebereza y’obudde balabudde ku mataba

Abentebereza y’obudde balabudde ku mataba

Bernard Kateregga

August 28th, 2015

No comments

  Abakugu mu by’entebereza y’obudde balabudde ku mataba agayinza okuzingako eggwanga omwezi ogujja. Minisita omubeezi ow’ebigwa tebiraze n’ebibamba Musa Ecweru ategezezza nga bwebasubira enkuba eyamanyi mu kitundu kya East Africa. Wabula Echweru ategezezza nga bwekikyali ekizibu okumanya bitundu ki ebigenda okusinga okukosebwa. Ategezezza nga abakugu […]

Okuwandiisa emberera mu West Nile

Okuwandiisa emberera mu West Nile

Bernard Kateregga

August 28th, 2015

No comments

Abakulembeze b’enono mu bitundu bya West Nile babakanye nekawefube w’okuwandiisa emberera zonna mu kitundu okwewala eby’okufumbiza abawala abatanetuuka. Akulira eby’obuwangwa mu disitulikiti ye Nebbi Hannington Ovona, kino era kigendereddwamu kwagazisa baana ab’obuwala okusigala mu masomero. Enteekateka eno ekulembeddwamu omukulu w’essza lye Kaal Ker Kwonga ono […]

kampuni enzimbi 10 ez’ekikwangala wano mu Uganda

kampuni enzimbi 10 ez’ekikwangala wano mu Uganda

Bernard Kateregga

August 28th, 2015

No comments

Kizuliddwa nga kampuni enzimbi 8 ku 10 bweziri ez’ekikwangala wano mu Uganda . Kino kibikuddwa minisita w’emirimu n’ebyentambula John Byabagambi ategezezza nga amakampuni manji bwegajingirira satifiketi z’obukugu ssaako n’okukozesa abakozi abatalinamu yadde obumanyirivu. Byagambi agamba kampuni 800 ku 1000 zajingirira ebiwandiiko byazo kale nga ziweebwa […]

Abalimi  mu disitulikiti ye Rakai bakaaba twawa

Abalimi mu disitulikiti ye Rakai bakaaba twawa

Bernard Kateregga

August 28th, 2015

No comments

Abalimi n’abalunzi mu disitulikiti ye Rakai bakaaba twawa nga ntulege oluvanyuma lw’ekyeya okubazingako. Abalunzi bagamba nti ebidiba byonna kumpi bikaze nga kati ebisolo byabwe byolekedde okufa enkalamata. Ye Luke Ssekidde omu ku basinze okukosebwa ategezezza nga bwebakoseddwa enyo kubanga ebirime byabwe kati bikala tebanabikungula. Kati […]

Bebattira muwala abalumbye poliisi

Bebattira muwala abalumbye poliisi

Bernard Kateregga

August 28th, 2015

No comments

  Waliwo aboluganda bebattira muwala waabwe abalumbye poliisi ye Mukono nga bagala okufuna obwenkanya ku nsonga eno. Maxious Nantaba eyali atemera mu myaka 23 yakubibwa bbaawe Nsereko Seemu mu Gulu e Mukono nafa. Bino byaliwo mu mwezi ogwokusatu nga Nsereko yadduka era akyaliira ku nsiko. […]

Gavumenti yeganye  Ceasar Augustus Mulenga

Gavumenti yeganye Ceasar Augustus Mulenga

Bernard Kateregga

August 28th, 2015

No comments

Gavumenti yeganye eby’okutuuza Ceasar Augustus Mulenga ku bukulembeze bw’enono e Kisoro. Kiddiridde ebyafulumye nga Mulenga ono bweyatuziddwa nga omukulembeze w’enono ow’abantu be Kisoro. Kati nga ayogerako nebannamawulire , minisita omubeezi omubeezi ow’abakadde n’abalina obulemu ku mibiri gyabwe Sulaiman Madada ategezezza nga Mulenga okwerangirira ku bukulembeze […]

Abakugu balabudde ku mmere

Abakugu balabudde ku mmere

Bernard Kateregga

August 27th, 2015

No comments

Abakugu mu by’endiisa balabudde nti okulya emmere y’empeke etaterekeddwa bulungi bwekiyinza okuvaako endwadde ya kkookolo. Okulabula kuno kukoleddwa akulira ekitongole ky’ebyemmere mu nsi yonna mu bukiika kkono bw’eggwanga Mary Stella Mavenjina ategezezza nga empeke eziterekeddwa obubi zifuna ekirungo ky’obutwa nga kyabulabe nyo eri obulamu bw’omuntu. […]