Amawulire

Loodi meeya abikudde ebyaama ku katale ka USAFI

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

Akatale ka USAFI kassibwaawo okuzzaamu abatembeeyi abagobwa ku makubo. SSalongo Erias Lukwago agamba nti ettaka okuli akatale kano liriko enkayaana okuva ababiloole lwebagobwaawo nagagga Kassim Ssessimba Abasuubuzi bbo bajja beeyongera okwettanira emidaala nga gwafuuse dda mugano eri aba Boda abakozeewo edda siteegi.

Akabenje e Busega

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

Abantu 16 bafunye ebisago bya maanyi mu kabenje akagudde e Busega. Akabenje kano keetabidddwaamu motoka pickup double cabin ne’kimotoka kya canter. Abakoseddwa bonna bava mu maka gamu nga babadde bagenda mu kyaalo. Omu ku bafuney ebisago, Amina Namuddu agamba nti dereeva wa canter emmotoka emulemeredde […]

Abesenza ku ttaka ly’ekitongole ky’eggaali y’omukka basenguddwa

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

Poliisi emalirizza okusengula abantu abaali besenza ku ttaka ly’ekitongole ky’eggaali y’omukka Bano babadde bamazeeko emyaka egisoba mu esatu era nga bangi ddala bava mu maka agasoba mu 100 Akulembeddemu omulimu gw’okubasengula, Moses Kirunda ategeezezza nga bano bwebabanabidde mu maaso oluvanyuma lw’okutegeera nti batandise okweyita ba […]

Bazadde ba Gerard Pique bakyali mbooko

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

BARCELONA Mwana mulenzi Gerard Pique owa Barcelona ne Spian yeesimye okubeera n’abazadde abamufaako ate nga nabo bakyali mbooko. Pique mutabani wa Joan ne Montserrat Pique, era twafunye omukisa okubalabako bwe baabadde bazze ku ddwaliro lya Teknon Clinic okulaba ku mukamwana waabwe Shakira eyabadde yaakamala okubazaalira […]

Victoria Becks akwata ensawo ya bukadde bwa Uganda munaana

Victoria Becks akwata ensawo ya bukadde bwa Uganda munaana

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

LONDON (omupiira) Kituufu omugagga si muntu, akutta n’akugula! Obutafaananako n’abakyala ba kuno abakwata ensawo eza layisi, ye Victoria Beckham yeekwatira nsawo ya bukadde munaana (£2000). Yabadde ku wooteeri ya Notting Hill esangibwa mu kibuga London bwe yabadde atutte mutabaniwe Cruz okumugulira eky’okulya. Victoria teyakomye ku […]

Lindsey Vonn yeegaanye eby’okuganza Tiger Woods

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

LONDON (Ggofu) Kirabika Tiger Woods akyalina okubeera ku katebe ng’akyalinda olunaku lw’aliddamu okufuna omwagalwa. Wabaddewo ebibadde by’ogerwa nti Tiger ali mu mukwano ne Lindsey Vonn avuga obugaali bw’omumuzira, naye omwogezi wa Vonn avuddeyo n’abiwakanya ng’agamba nti bakoma ku kya kuwayaamu kyokka. Tiger ne Vonn baalabwako […]

Lindsey Vonn yeegaanye eby’okuganza Tiger Woods

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

LONDON (Ggofu) Kirabika Tiger Woods akyalina okubeera ku katebe ng’akyalinda olunaku lw’aliddamu okufuna omwagalwa. Wabaddewo ebibadde by’ogerwa nti Tiger ali mu mukwano ne Lindsey Vonn avuga obugaali bw’omumuzira, naye omwogezi wa Vonn avuddeyo n’abiwakanya ng’agamba nti bakoma ku kya kuwayaamu kyokka. Tiger ne Vonn baalabwako […]

Eyali muka Woods waakusula nga muloodi

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

FLORIDA Eyali muka Tiger Woods Elin Nordegren eby’okusula ng’omunaku yabikoowa, era w’osomera bino amaka g’azimba mu kitundu ky’abagagga ekya North Palm Beach mu Florida gali kumpi kuggwa. Jjukira nti mwana muwala ono yafuna obuwumbi 260 ($100m), era kw’ezo kwe yatoola ezimuyambye okuzimba amaka gano agagenda […]

Peter Schmeichel amazina gamutabula

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

MANCHESTER Newankubadde asinga kumanyibwa lwa kukwatira Man United ggoolo mu gy’e 1990, Peter Schmeichel , 49, yalaze nti alina ttalanta eziwerako. Schmeichel y’omu ku baalondeddwa okwetaba mu mpaka z’amazina ezitegekebwa Man United era nga ziyitibwa ‘Dancing with United’, era Gary Neville agenda kubeera omu ku […]

Ebyana byasazeeko David Beckham mu kalango

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

MARBELLA (Omupiira) Abawagizi b’omupiira bagamba nti David Beckham ye muzannyi w’omupiira asinga okwettanirwa mu buli kanyomero ka nsi. Ku wiikendi Beckham yabadde ku kizinga ky’e Marbella mu Spain ng’akolera kkampuni ya Adidas akalango kyokka byana biwala byabadde bimwebulunguludde ng’oyinza okulowooza nti yabadde agaba ssente. Mu […]