Amawulire

E Makerere kwekalakaasa

Ali Mivule

February 11th, 2013

No comments

Abayizi e Makerere basazeewo okweyiwa ku nguudo beekalakaase olw’engeri gyebasasulamu fiizi. Ettendekero ligamba nti omuyizi alina okusasula ebitundu 60% ku kikumi eza fiizi,abayizi kyebawakanya. Bano nga bakutte ebipande kko n’ematabi g’emiti obwedda bayita ku nguudo z’omu university ne mu bisulo okulaga obutali bumativu. Wabula omwogezi […]

Temweyibaala temuli baakitalo nnyo, Mikel owa Nigeria abogodde

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

Fredrick Musisi Kiyingi LWAMUKAAGA Ghana ne Cape Verde South Africa ne Mali SSANDE Ivory Coast ne Nigeria Burkina Faso ne Togo KAMPALA Ttiimu musanvu ku munaana ezisigadde mu kikopo kya 2013 Orange Africa Nations Cup, musanvu zonna ziva mu West Africa nga ku zino  mukaaga […]

Fergie awaanye Van Persie, Rooney, Chicharito ne Welbeck

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

OMUPIIRA Omutendesi wa Man United agamba nti abateebi baalina mu kiseera kino omuli Robin van Persie, Wayne Rooney, Javier ‘Chicharito’ Henandez ne Danny Welbeck basingako be yalina mu 1999 abaamuwangulira ekikopo kya Bulaaya gattako ebirala entoko. Mu bano kwaliko Andy Cole, Dwight Yorke, Ole Gunnar […]

Balotelli ayaniriziddwa na ttiya ggaasi mu Milan

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

MILAN Mwana mulenzi Mario Balotelli buli w’abeera effujjo limulondoola. Bwe gutyo bwe gwabadde nga Balotelli yaakamala okwegatta ku kiraabu ya AC Milan eyamuguze obuwumbi 82 (£20m) okuva mu Manchester City. Balotelli yabadde yaakava ku nnyonyi abawagizi abaabadde bamulindiridde ku wooteeri eyitibwa Giannino Restaurant ne batandika […]

Demba Ba anaakaabya abaali bakamaabe?

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

OMUPIIRA Kiraabu ya Newcastle yali eragayizza oluvannyuma lw’okutunda Demba Ba, naye abazannyi Abafalansa be yaguze omuli Mapou Yanga-Mbiwa, Mathieu Debuchy, Yoan Gouffran ne musaayimuto Massadio Haidara basobola bulungi okubataasa Chelsea n’etasajjalaatira ku St. James Park. Newcastle ne  Chelsea Omutendesi wa Chelsea Rafa Benitez  mu kaseera […]

Enteebereza y’emipiira gya wiikendi

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

RUBEN LUYOMBO Ndagula Endagula. Nga bulijjo nzize mbatuseeko endagula y’emipiira egiriyo wiikendi eno. Ate gwe wenna ayagala okufuna ebisingawo ku ndagula ez’enjawulo osobola okunkubira ku ssimu nnamba 0312225301 tusobole okukwatagana. QPR 2            Norwich 1 Ebifo: QPR 17, Norwich 14. QPR awaka erina  […]

Ebbugumu likendeeza emikisa gy’okuzibikira emisuwa egili mu binywa

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

Abakugu bakizudde nti omuntu bw’abeera mu kifo ekilimu ebbugumu kikendeeza emikisa gye egy’okuzibikira emisuwa egili mu binywa. Okunonyereza kuno kwakoleddwa ku bakyala emitwaalo 20 mu ggwanga lya America. Abakugu bakizudde nti kino kiyinza okuba nga kiva ku kirungo kya vitamin D ekisangibwa mu musana. Wabula […]

Uganda y’akulwanyisa omuze gw’okukecula abakyala mu mbugo

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

Uganda ebaze ku lutalo lw’okulwanyisa omuze gw’okukecula abakyala mu mbugo. Bino bizze ng’eggwanga lyeteekateeka okukuza olunaku oluvumirira ekikolwa kino olugenda okukwatibwa olunaku lw’enkya. Minister omubeezi akola ku byobuwangwa, Rukia Nakadama agamba nti abakyala abali mu bukadde 120 beebakeculwa buli mwaka ku lukalu lwa ssemazinga wa […]

Poliisi egaanye okujja emisango ku balwanyisa enguzi abakwatiddwa

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

Poliisi esimbye nakakongo n’egaana okujja emisango ku balwanyisa enguzi abakwatiddwa olunaku lwajjo. Bano ababadde batambulira mu kisinde kya balaza enzirugavu bakwatiddwa olunaku lwajjo nebaggulwaako emisnago egyekuusa ku kukuma mu bantu omuliro. Olwaleero poliisi esisisinkanye abantu bano kyokka n’egaana ebyokubajjako emisango. Amyuka akulira poliisi, Martin Ochola […]

Abakozi mu ddwaliro e jjinja bakanze okussa wansi ebikola

rmuyimba

February 5th, 2013

No comments

Abakozi mu ddwaliro ekkulu e jjinja bakanze nga bwebagenda okussa wansi ebikola olw’obutafuna musaala. Bano bagamba nti okuva mu mwezi gw’omunaana omwaka oguwedde nga tebafuna yadde ekikumi ate nga bbo bakola, balya era banywa. N’akulira eddwaliro lino akkirizza nti mu butuufu tebasasula bakozi kyokka n’akissa […]