Amawulire

Ebya tekinoloje ly’ekubo ely’okugagawaza uganda.

Ivan Ssenabulya

July 4th, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba. Minister akola kubya science, ne technology Dr Elioda Tumwesigye ategeezeza nga bwekyetagisa okwongera okusigga ensimbi mubya science, Uganda bweba yakutukiriza ebigendererwa ebyekyasa wegunakoonera omwaka 2020. Ono agamba nti ministry gyakulira  esazeewo okuteeka omulaka ku by’okukuza science n’obuyiiya mubanayuganda , era nga wano […]

Omusajja akwakudde emundu ku muserikale.

Ivan Ssenabulya

July 3rd, 2018

No comments

Bya Malik Fahad. Polisi  ye Kalisizo  eriko omusajja  gwekutte was 34, nga eno emulanze kugezaako kuba mundu kumusirikaale nga alikumulimu. Akwatiddwa ye George William Ssegawa   omutuuze we Matale mukabuga  ke  Kalisizo e  kyotera, nga ono emundu abade agezaako kuginyakula  ku  John Watira gwatisizatisizza n’akambe. Ssegawa […]

Omusajja afiiridde mu kidiba.

Ivan Ssenabulya

July 3rd, 2018

No comments

Bya Sadat Mbogo. Police e Ssembabule enonyereza kunfa y’omusajja wa myaka nga 40 ng’ono kigambibwa nti yaseeredde nga anaabako n’agwa mu mugga Katonga ogwawula district ey’e Ssembabule ne Gomba. Omugenzi ategerekese nga Rashid Mwanje nga ono yabadde agenze ne banne okusima omusenyu, kyoka bweyamaze nayagala […]

Abavubuka bakwekalakasa-ensonga zaamusolo gwa social media.

Ivan Ssenabulya

July 3rd, 2018

No comments

Bya Ritah Kemigisa. Waliwo abavubuka abatisatiisizza nga bwebagenda okwekumamu ogutaaka bekalakaase, singa government enaasalawo okulemera ku kyokusoloosa omusolo ku mobile money ne social media. Bano okubadde banakatemba, abayimbi, banabyabufuzi, ko nebanamateeka bakalade nga bagamba nti speaker wa parliament alina okuyita paraliment eve muluwumula eteese ku […]

Abade agezaako okubba enkoko attiddwa.

Ivan Ssenabulya

July 3rd, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda. Wano e Jinja waliwo omuvubuka wa myaka 22 attidwa nga ensonga yakubba mbuzi. Ono okutibwa abadde agenze ku kyalo Namwendwa wano  Butagaya  okubayo embuzi okubba , okukakana nga abatuuze bamukutte , ekidiridde kubadde kumutta. Aduumira police ye Kiira North Henry Magarura  agamba […]

Abanyazi b’amasimu bakwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

July 3rd, 2018

No comments

Bya samuel ssebuliba. Polisi wano e kampala ekutte abasajja babiri nga bano kigambibwa nti babade bakafulu mukyusa serial number zamasimu gebabye. Abakwattiddwa  bano babade n’obukugu obukyusa enamba emanyiddwa nga ‘’International Mobile Equipment Identity, kyoka nga eno gyebasinziirako okulondoola esimu eba ebuze. Ayogerera police ye kampala […]

Eyabye enkoko akubiddwa emuggo egimusse.

Ivan Ssenabulya

July 3rd, 2018

No comments

Bya Abubaker Kirunda. E luuka waliwo abatuuze abakambwe abakakanye ku musajja ateberezebwa okubba enkoko ku kyalo Kamwirungu mu gombolola ye  Bulongo , okukakana nga bamusse. Ono omulambogwe gusangiddwa nga gusuuliddwa kuluguudo wabula nga guliko ebiwundu ebitagambika. Bano oluvanyuma lw’okumutta baamutadeko enkoko zeyabye, akabonero akalaga nti […]

Bakafulu mukubba motoka bakwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

July 3rd, 2018

No comments

Bya Samuel Ssebuliba.   Police wano e Nansana ekutte  abasajja 2 nga bano babade beefude bakafulu mukubba emotoka Bano okukwatibwa kidiridde okugenda mu maka agamu wano e Lungujja  nebabbayo emotoka eyabedemu akuuma akalondoola aka GPS era kano kekaabakwasizza. Ayogerera polisi ya kampala n’emiriraano Luke Owoyesigyire,  […]

Abanyaga amasimu bakwatiddwa.

Ivan Ssenabulya

July 3rd, 2018

No comments

Bya Samuel ssebuliba. Polisi wano e Kampala ekutte abasajja babiri nga bano kigambibwa  nti babade bakafulu mukyusa serial number z’amasimu gebabye. Abakwatiddwa   babade n’obukugu obukyusa enamba emanyiddwa nga ‘’International Mobile Equipment Identity, kyoka nga eno gyebansiirako okulondoola esimu eba ebuze. Ayogerera police ye kampala Luke […]

Namukadde agiridde munju.

Ivan Ssenabulya

July 2nd, 2018

No comments

Bya Mbogo Sadat . Wano e Mpigi waliwo abantu abatanamanyika abakkidde enyumba ya namukadde Teopista Nabakooza, 65 nebatekera omuliro okukakana nga afiiridemu. Bino byonna bibadde ku kyalo Bumera-Kabagambi mu ggombolola y’e Buwama mu district y’e Mpigi. Abamu ku bamulirwanabe bagambye nti entiisa eno yaguddewo ku […]