Amawulire

Abafa ebbugumu basusse mu 800- emirambo tewali wegissibwa

Abafa ebbugumu basusse mu 800- emirambo tewali wegissibwa

Ali Mivule

June 24th, 2015

No comments

  Abantu abakondoka nebafa olw’ebbugumu erisusse mu Pakistan bayise mu 800 Bbyo ebifo omussibwa emirambo gino biweddewo na n’eggwanika ly’eggwanga lijjudde Embeera y’ebbugumu erisusse eri mu bukiikaddyo bw’ekibuga Sindh. Mu kibuga Karachi wokka, abantu 780 beebakafa Olwaleero lwalangiriddwa ng’olw’okuwummula okusobozesa abantu okusigala mu mayumba gaabwe […]

Akatale ke Nakulabye kakukulakulanyizibwa- Katikkiro

Akatale ke Nakulabye kakukulakulanyizibwa- Katikkiro

Ali Mivule

June 24th, 2015

No comments

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akakasizza nga bwebakola kyonna ekisoboka okulaba nga bakulakulanya akatale ka Sabasajja ake Nankulabye. Katikkiro agamba kino kigenda kusoboka nga abo abakakoleramu benyinni bakulembeddemu omulimu gw’okusonda ensimbi. Bino Katikkiro abyogedde asolooza ttofaali okuva mu katale Nakulabye

Katunguluccumu talina katale e kayunga- bakugu

Ali Mivule

June 24th, 2015

No comments

Ekitongole ekivunanyizibwa ku kuwabula abalimi ekya National Agricultural Advisory Organisation , kirabudde abalimu mu disitulikiti ye Kayunga ku bantu  abatandise okubalimbalimba nti babasomesa okulima katunguluccumu ow’ettunzi. Omukugu okuva mu kitongole kino e Kawanda Dr. Andrew Kiggundu agambye nti okunonyereza kwebakoze kulaga nti  katungulucumu ono tadda, […]

Abagwiira babayodde

Abagwiira babayodde

Ali Mivule

June 24th, 2015

No comments

Waliwo abagwira 35 abakwatiddwa lwakubeera muno mu bumenyi bw’amateeka Ku bano 33 babadde ba china ate 2 bannansi ba Thailand nga babadde bapangisa kalina Entebbe bonna mwebabadde babeera. Omwogezi wa minisitule ekola ku nsonga z’omunda mu ggwanga Benjamin Katana agambye nti bano emirimu gyabwe babadde […]

Mukome ku ba bodaboda- ssabaminisita

Ali Mivule

June 24th, 2015

No comments

Ssabaminisita w’eggwanga Dr Ruhakana Rugunda asabye poliisi mu bwangu okukola ku ba bodaboda olw’obubenje obususse Kiddiridde okufa kw’omwana Jude Mukisa owa Buganda road primary eyafudde oluvanyuma boda kweyabadde okukoonwa owa kiroole n’afiirawo. Rugunda agambye nti aba boda basusse obusamaavu nga tebagoberera mateeka ga ku nguudo […]

Abasomesa gubasse mu vvi

Ali Mivule

June 24th, 2015

No comments

Abasomesa ababiri ab’essomero lya Acorn international school Bukoto basingisiddwa omusango gw’okulagajjalira omwana era gyebyakkira ng’agudde mu kidiba ekiwugirwaamu n’afa Omwana ayogerwaako wa myaka ebiri n’ekitundu Sunshine Baraza era nga yafa ku lunaku lwe olw’okuna ng’asoma Bino byagwaawo nga 3 omwezi gw’omwenda mu mwaka 2012 Omulamuzi […]

Agambibwa okuba omutujju alozze abamutulugunya

Ali Mivule

June 24th, 2015

No comments

Okuwulira omusango oguvunaanibwa abagambibwa okutega bbomu ezatta abantu mu kibuga kukyagenda mu maaso Omusajja agambibwa okutegeka olukwe lwonna olw’atta abantu Issa Luyima alabiseeko mu kkooti neyegaana ebimu ku biri mu kiwandiiko kyeyasooka okukola ng’akkiriza okuzza emisango. Luyima ategeezezza kkooti nti yakakakib aafande gw’ayise Namara okukkiriza […]

Poliisi yekiise mu Mbabazi

Poliisi yekiise mu Mbabazi

Ali Mivule

June 24th, 2015

No comments

Poliisi eyimirizza enteekateeka z’eyali ssabaminisita Amama Mbabazi okutuuka enkiiko ezebuuza ku bantu ku nteekateeka ze ez’okwesimbawo ku bukulembeze bw’eggwanga Ssenkaggale wa poliisi Gen Kale Kaihura agamba nti Mbabazi teyalaze oba ayagala kwesimbawo ku lwa NRM oba ku lulwe Kaihura era akubye ebituli mu bbaluwa ya […]

Abawagizi ba Mbabazi bayimbuddwa

Abawagizi ba Mbabazi bayimbuddwa

Ali Mivule

June 24th, 2015

No comments

  Libadde ssanyu gyerere ku kkooti e Masaka okuva eri abawagizi b’eyali ssabaminisita w’eggwanga Amaama Mbabazi oluvanyuma lwabanaabwe 3 okuyimbulwa.   Moses Kasozi, 32, Charles Ssebadawo, 27,ne Charles Higiro, 37, baakwatibwa nga 8th June ku bigambibwa nti baali bagaba ebipande bya Mbabazi nga bakuba kampeyini […]

Asse mukwano gwe lwa shs 5000

Asse mukwano gwe lwa shs 5000

Ali Mivule

June 24th, 2015

No comments

Poliisi ye  Masaka eri ku muyiggo gw’omukazi agambibwa okusindikira munne  laddu n’emukuba n’emutta nga agenze  okumubanja 5000. Gertrude Nanyanzi omutuuze ku kyalo  Nakitokoro  mu gombolola ye  Bukakkata y’awenjezebwa ku bigambibwa nti y’asse munne Zaina Kantaro 23, lwa 5000. Poliisi egamba nti ebiriwo biraga nga  Kantaro […]