Olwali

Yeeyambulidde akabumbe

Ali Mivule

July 31st, 2014

No comments

Mandela statue

Mu kibuga Johannesburg ekya South Africa, abantu bawunikiridde omukyala bweyeeyambudde n’asigala buswa ng’agenda okwekubisa ekifananyi n’ekibumbe kya Nelson Mandela

Omukyala ono asoose kukubira kibumbe kino saluti  nga tannakigwa mu kifuba n’okukikuba bukiisi obw’okumukumu

Ebifananyi by’omukyala ono ebikwatiddwa bimwolese ng’ali buknta kyokka gay ye tafaayo era obwedda abaswaala beebabikka ku maaso.