Olwali

Ono tayambala ngatto

Ali Mivule

March 3rd, 2014

No comments

Bare footed man

Omusajja enzaalwa eya America asazeewo kumala mwaka mulamba nga tayambala ngatto okujjukiza abantu nti waliwo abaana abataliba ngatto.

Richard Hudgins wa myaka 28 nga mukozi mu saluuni era nga aliko n’embaga gyeyagenzeeko nga talina ngatto.

Ono ne mukutwala muwala we mu ssomero kko n’okugenda mu supamaket okugula ebintu etambuza bigere.

Omusajja ono agamba nti ayagala kuweza emitwalo gya doola 25 okugulira abaana mu ggwanga  lya Kenya engatto ne yunifoomu.