Olwali

Ono Obubi abututte mu Banka

Ali Mivule

July 1st, 2014

No comments

Apamye mu banka

Kati abantu abamu ensonyi baazinaba ku maaso.

Mu ggwanga lya Bungereza waliwo omusajja akoze ekitasuubirwa bw’ayingidde banka ya Barclays neyeyambira okumpi n’abantu webasimba okufuna ssente buli omu ng’atunula.

Omusajja ono alabise nga mukkakamu ekyetaago kye alabika abadde akooye okukimalira mu kabuyonjo kko ye kalumbe banka.

Omusajja ono azze ayambadde bulungi wabula yewunyisizza ababadde mu banka eno bwagyemu empale nasuula obubi mu banka nga abantu bonna balaba