Olwali

Ono atuuka ku ntikko buli ddakiika

Ali Mivule

September 23rd, 2014

No comments

Man comes many times

Abantu mu nsi abalina ebizibu bangi naye ebizibu ate era bikirana

Mu ggwanga lya Bungereza waliwo omusajja ng’atuuka ku ntikko emirundi egisoba mu 100 olunaku

Obuzibu buno tebumutandise kati nga bwamuva mu mwaka gwa 2012 nga bwaava ku buvune bweyafuna ku mugongo

Omusajja ono agambye nti embeera abadde ajja agimanyiira kyokka ekyasinze okumuluma kwekubeera ng’ali mu kuziika kitaawe n’atandika okukyuusa endabika era ekyaddiridde kutuuka ku ntikko wakati nga buli omu amusimbye amaaso.

Omusajja ono agambye nti mu kusooka yali anyumirwa naye kati kisusse ng’atandise okuswala