Olwali

Omukadde agudde mu kabuyonjo

Ali Mivule

October 13th, 2014

No comments

GRanny stuck in toilet

Omukadde abadde anoonya erinnyo lye agudde wansi mu kinaabiro aseeredde n’agwa mu kabuyonjo

Abaziinya mooto bayitiddwa bukubirire okutaasa namukadde kano ow’emyaka 85 ng’omukono gwe gumaze essaawa kumpi nya nga gulaalidde mu kabuyonjo

Omukadde ono asangiddwa muzukkulu we akubye enduulu esombodde abantu

Ono bamuyiyeeko sabuuni w’amazzi omukono negusereera olwo nebagusikayo nga tafunye buvune

Omukadde ono we China kyokka nga tekitegerekese oba erinnyo lyo erifunye

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *