Olwali

Enyumba y’emizimu ekimazeeko abantu

Ali Mivule

November 10th, 2014

No comments

miracle house

Omusajja eyewaddeyo okunonyereza ku mizimu ogyasenga mu nyumba okuva mu mwaka gwa 1912 yekyukidde neyefumita ebiso

Robert Laursen ow’emyaka  37  addusiddwa mu ddwaliro nga biwala ttaka

Enyumba eyogerwaako kigambibwa okuba nga yafiiramu abaana mukaaga n’abakulu 2 abakubwa obubazzi era nga yafuuka kyabulambuzi olw’ebigambibwa nti kati ya mizimu

Enyumba eno esangibwa mu Amerika teriimu yadde ekitangaala era nga poliisi egamba nti terina w’etandikira kunonyereza