Olwali

Embwa eyigirizza bbebi okwavuula

Ali Mivule

June 30th, 2014

No comments

dog crawls

Embwa kyekimu ku bisolo ebigezi ennyo era ebifaayo ennyo

Ku mukutu gwa Youtube, ekifananyi ky’embwa eyigiriza omwana okwavuula bangi kibalese bakuamukiridde

Embwa eno obwedda yekuluula nga n’omwana bw’agoberera

Mu lutambi, omwana asooka n’atunula nga tabitegeera era nga yetegereza embwa kyokka oluvanyuma lw’akabanga omwana ono atandika okwegomba embwa era naye neyekulula

Nnanyini mbwa eno agamba nti musanyufu n’embwa ye era nga mukakafu nti omwana we wakuyiga okwavuula mu bwangu